TOP

Eddaame eppya lizuuse

Added 5th July 2009

Ekiraamo kino ky’ekisuubirwa okumenyawo kye yasooka okukola nga July 7, 2002 mwe yasinziira okuwa nnyina Katherine obuvunaanyizibwa obukuza abaana ba Jackson abasatu kyokka bw’anaaba afudde balabirirwe omuyimbi Diana Ross.

Ebintu byamaze okugabanwa nga bagoberera ekiraamo ekikadde Kathe

Ekiraamo kino ky’ekisuubirwa okumenyawo kye yasooka okukola nga July 7, 2002 mwe yasinziira okuwa nnyina Katherine obuvunaanyizibwa obukuza abaana ba Jackson abasatu kyokka bw’anaaba afudde balabirirwe omuyimbi Diana Ross.

Ebintu byamaze okugabanwa nga bagoberera ekiraamo ekikadde Katherine n’afuna emigabo 40 ku buli 100, abaana abasatu nabo ne baweebwa emigabo 40 ku buli 100 ate emigabo 20 egyasigaddewo ne giweebwa ebibiina by’obwannakyewa 39 Jackson by’abadde ateekamu ensimbi.

Kitaawe Joe Jackson teyagabana kantu konna ku by’obugagga bwa mutabani we okusinziira ku kiraamo ekikadde.         Omu ku bayambi ba Jackson ategeezezza olukiiko lw’ekika nti mukamaawe yaleka akoze ekiraamo ekirala ekyali kimenyawo ekikadde.

Yanyonyodde nti ng’ebula wiiki bbiri Jackson afe yawawamuka mu tulo n’agenda ku lubalaza ku ssaawa nga 8:00 ogw’ekiro. Nti omuyambi ono yatandika okwebuuza ekituuse ku mukamaawe era kwe kusalawo amulondoole ng’alowooza nti Jackson yali aloota atambula.

Eddaame eppya lizuuse

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Caral Nantongo bamukoledde ...

Carol Nantongo avudde ku kabaga k'amazaalibwa ge nga munyivu lwa bayimbi banne abayitiddwa okumujagulizako obutalabikako....

Mawejje ne Mukwaya

Famire z'abattiddwa zaagala...

FFAMIRE z'abantu abaakubiddwa amasasi mu kwekalakaasa ku Lwokusatu baagala Gavumenti ebaliriyirire. Charles...

Sipiika Kadaga

Palamenti evumiridde effujj...

PALAMENTI eteesezza ku mbeera eriwo mu ggwanga ery'okwekalakaasa n'okukwatibwa kw'abamu ku bannabyabufuzi, ababaka...

Stephanie

Ebya Bobi bituuse mu ofiisi...

ENSONGA z'okukwata Robert Kyagulanyi (Bobi Wine) zituuse mu ofiisi ya Ssaabawandiisi w'ekibiina ky'amawanga amagatte...

Gen. Tumwine

Poliisi tugiragidde kukuba ...

Minisita w'obutebenkevu Gen, Elly Tumwine alabudde abeekalakaasi n'akiggumiza nti; Poliisi n'ebitongole ebikuumaddembe...