TOP

Kkeesi ya Jackson eguze obukadde 55

Added 3rd July 2009

Munda bataddemu emitto egisobola okuleeta obunnyogovu oba ebbugumu okusinziira ku mbeera y’obudde. Mu budde obw’empewo kkeesi eno ereeta ebbugumu omulambo ne gubuguma, ate mu budde obw’ebbugumu n’ereeta empewo n’eguweweeza.

Agiguze yekka y’asobola okugiggula kubanga bagikuweer

Munda bataddemu emitto egisobola okuleeta obunnyogovu oba ebbugumu okusinziira ku mbeera y’obudde. Mu budde obw’empewo kkeesi eno ereeta ebbugumu omulambo ne gubuguma, ate mu budde obw’ebbugumu n’ereeta empewo n’eguweweeza.

Agiguze yekka y’asobola okugiggula kubanga bagikuweerako akapapula akabeera kasibiddwa nga kuliko ennamba z’olina okunyiga ne yeggula era bw’oba ogenda kugiggala ng’onyiga ennamba zeezimu nga yeesiba.

Okusinziira ku mukutu gwa yintaneti ogwa tmz, aba kkampuni ya Batesville Caskets be baagikoze ne bagiguza aba famire ya Jackson ku ddoola za Amerika 25,000/- (eza Uganda siringi  obukadde 55.

Omulambo bwe gunaggyibwa mu ggwanika gugenda kuteekebwa mu kkeesi eno gulyoke gutwalibwe mu Staples Centre okugusabira oluvannyuma guziikibwe mu limbo Forest Lawn.


















































 
                           





























































 















































Kkeesi ya Jackson eguze obukadde 55

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abatuuze nga basobeddwa mu lusuku lwa munnaabwe olwasaayiddwa.

Abantu ab'ettima basaayidde...

ABANTU ab'ettima abatannaba kutegeerekeka bakakkanye ku lusuku lw'omutuuze Jane Namakula 45, ow'e Kyassenya oluwezaako...

Katikkiro Mayiga awabudde a...

KATIKKIRO wa Buganda, Charles Peter Mayiga awabudde Abasumba b'Abalokole okukomya okwerumaaluma. Yabadde agenze...

Abakyala nga bagabana ssente ze bazze batereka.

Omuntu anaakulaakulana alin...

ABAKUGU bagamba nti omuntu anaakulaakulana alina okweresa n’afissa ku ssente z’afuna n’atereka okusobola okugaziya...

Mutuulakungo alaze bwe yate...

OMUSAMIZE Mutuulakungo eyatendeka Augustine Yiga Abizzaayo okutetenkanya ekibuga alaze engeri gye yamubangulamu...

Balumbye Mayinja okuyingiza...

Abantu abenjawulo balumbye Ronald Mayinja okuyimba ng’awaana Museveni kyokka n’ayingizaamu Bobi Wine mu ngeri gye...