TOP

Ebya Jackson babigabanye

Added 3rd July 2009

Katherine maama wa Jackson baamuwadde emigabo ebitundu 40 ku buli 100. Abaana ba Jackson abasatu Prince Micheal, Paris Catherine ne Joseph Jackson bonna baabawadde ebitundu 40 ku buli 100 ate bitundu ebirala 20 ku buli 100 ebyasigaddewo ku by’obugagga bwa Jackson baabigabidde ebibiina by’obwanna

Katherine maama wa Jackson baamuwadde emigabo ebitundu 40 ku buli 100. Abaana ba Jackson abasatu Prince Micheal, Paris Catherine ne Joseph Jackson bonna baabawadde ebitundu 40 ku buli 100 ate bitundu ebirala 20 ku buli 100 ebyasigaddewo ku by’obugagga bwa Jackson baabigabidde ebibiina by’obwannakyewa 39 omugenzi by’abadde agabira ensimbi ezibiyimirizaawo.
Joe Jackson kitaawe wa Micheal Jackson yaviiriddemu awo.

Ekiraamo kyayogedde nti ne Debbie Lowe eyazaala abaana ba Michalre Jackson yalekeddwa bweru mu bugenderevu. Kino kyandiba nga kyava ku kuba nti mu kwawukana ne Jackson yagabana ddoola za Amerika 8,500,000.





























































Ebya Jackson babigabanye

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Bugembe ng'abuulira enjiri mu kusabira omugenzi Yiga.

Jjengo tolwana ntalo za kit...

Omusumba w'Ekkanisa ya Worship House e Nansana akubirizza Omusumba w’Ekkanisa ya Revival Christian Church Kawaala,...

Abakuumaddembe nga bakunguzza omuvubuka.

Abaabadde bakola effujjo mu...

Abavubuka abaagenze mu kuziika omugenzi Pasita Yiga Abizzaayo e Kawaala ku Lwomukaaga kyokka ne badda okunoonyeza...

Abatuuze nga basobeddwa mu lusuku lwa munnaabwe olwasaayiddwa.

Abantu ab'ettima basaayidde...

ABANTU ab'ettima abatannaba kutegeerekeka bakakkanye ku lusuku lw'omutuuze Jane Namakula 45, ow'e Kyassenya oluwezaako...

Katikkiro Mayiga awabudde a...

KATIKKIRO wa Buganda, Charles Peter Mayiga awabudde Abasumba b'Abalokole okukomya okwerumaaluma. Yabadde agenze...

Abakyala nga bagabana ssente ze bazze batereka.

Omuntu anaakulaakulana alin...

ABAKUGU bagamba nti omuntu anaakulaakulana alina okweresa n’afissa ku ssente z’afuna n’atereka okusobola okugaziya...