TOP

Mwebale kuwera buveera

Added 3rd July 2009

Obuveera buno bwa bulabe eri obutonde bwaffe wabula Bannayuganda tebafuddeeyo kubulwanyisa. N’ebbanga minisita lye yassaawo okukoma okukozesebwa ndala panvu kubanga bujja kwongera okukosa obutonde.

Nneewuunya bwe nnasoma mu mawulire ga New Vision nga waliwo eyeemulugunya olwa Gavumenti

Obuveera buno bwa bulabe eri obutonde bwaffe wabula Bannayuganda tebafuddeeyo kubulwanyisa. N’ebbanga minisita lye yassaawo okukoma okukozesebwa ndala panvu kubanga bujja kwongera okukosa obutonde.

Nneewuunya bwe nnasoma mu mawulire ga New Vision nga waliwo eyeemulugunya olwa Gavumenti okuwera obuveera n’etessaawo kirala kye tuyinza kukozesa.

Nsaba tereme kulowooza nti Gavumenti y’erina okutukolera buli kimu. Naffe tulowooze ku bye tuyinza okukozesa singa obuveera bukoma okukozesebwa.

Kijja kutuyamba okulongoosa obutonde bwaffe.

Radjab Mpabuka T,Kampala.

Mwebale kuwera buveera

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ssennyonga musajja wa buggy...

Endiga z'omugenzi Augustine Yiga katono ziffe essanyu bwe zirabye ku musajja wa Katonda Bro. Ronnie Makabai owa...

Ab'e Kawempe balaajanye ku ...

okulaajana kuno baakukoze oluvannyuma lwa Ahmed Lukwago eyeegwanyiza ekifo ky’obwa kkansala bw’omuluka guno okukulemberamu...

Wakayima atangaazizza ku mp...

"Nze Wakayima Musoke Hannington Nsereko era abo abatidde akalulu bakkakkane kuba ffirimbi yavugga dda Kati tulinze...

Ennyumba y'oku kiggya abamu ku b'Engabi gye baagala Yiga aziikibwe. Ebifaananyi bya JOHN BOSCO MULYOWA

Abengabi beeyawuddemu ku by...

ABAKADDE b’ekkanisa ya Pasita Abizzaayo Yiga eggulo baatudde mu lukiiko olw’amangu olw’enkaayana ezaabaluseewo...

Paasita Bujjingo ng'agumya Jengo, mutabani w'omusumba Yiga

Ebiri mu katambi ka Paasita...

Ku Ssande nga October 25, 2020, Ssenyonga yasinziira mu kusaba mu kkanisa ye n’alumba abasumba ab’enjawulo omwali...