TOP

Abadde atunda mwanawe bamusaddaake

Added 1st July 2009

Apollo Mwesigwa, 28 ow’e Kanyarugiri, Biha-nga mu ggombolola y’e Nyamareebe mu Disitu-likiti y’e Ibanda ye yakwatiddwa mukazi we ye yasoose okumugobya omwana ono ng’amugamba nti amutwale ewa mukaziwe gwe yamuzaalamu.

Nnyina w’omwana ono yamusuulira omu-sajja nga wa mwaka gumu n’ekitun

Apollo Mwesigwa, 28 ow’e Kanyarugiri, Biha-nga mu ggombolola y’e Nyamareebe mu Disitu-likiti y’e Ibanda ye yakwatiddwa mukazi we ye yasoose okumugobya omwana ono ng’amugamba nti amutwale ewa mukaziwe gwe yamuzaalamu.

Nnyina w’omwana ono yamusuulira omu-sajja nga wa mwaka gumu n’ekitundu oluvannyuma.

Mukwano gwa Mwesigwa, omujaasi wa UPDF ayitibwa  Benon Mwesigye ye yaloopye omusajja ono eri poliisi oluvannyuma lw’okumuweereza obubaka entakera ng’amusaba okumunoo-nyeza anaamuwa ensimbi mu mwana we.

Atwala ekitongole ky’abaana ku Poliisi y’e Mbarara, Muky.  Caro-lyn Kushemererwa, yagambye nti baalimbye Mwesigwa nti bafunye omugagga, era olwaleese omwana okumugula obukadde obuna ne bamukwata.

 

 

 

 

 

Abadde atunda mwanawe bamusaddaake

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Bugembe ng'abuulira enjiri mu kusabira omugenzi Yiga.

Jjengo tolwana ntalo za kit...

Omusumba w'Ekkanisa ya Worship House e Nansana akubirizza Omusumba w’Ekkanisa ya Revival Christian Church Kawaala,...

Abakuumaddembe nga bakunguzza omuvubuka.

Abaabadde bakola effujjo mu...

Abavubuka abaagenze mu kuziika omugenzi Pasita Yiga Abizzaayo e Kawaala ku Lwomukaaga kyokka ne badda okunoonyeza...

Abatuuze nga basobeddwa mu lusuku lwa munnaabwe olwasaayiddwa.

Abantu ab'ettima basaayidde...

ABANTU ab'ettima abatannaba kutegeerekeka bakakkanye ku lusuku lw'omutuuze Jane Namakula 45, ow'e Kyassenya oluwezaako...

Katikkiro Mayiga awabudde a...

KATIKKIRO wa Buganda, Charles Peter Mayiga awabudde Abasumba b'Abalokole okukomya okwerumaaluma. Yabadde agenze...

Abakyala nga bagabana ssente ze bazze batereka.

Omuntu anaakulaakulana alin...

ABAKUGU bagamba nti omuntu anaakulaakulana alina okweresa n’afissa ku ssente z’afuna n’atereka okusobola okugaziya...