TOP

Nnoonya gwenazaalira omwana omulungi

Added 19th March 2013

Nnoonya omusajja omutuufu gwetunakola naye obufumbo obwolubeerera muzaalire ne ku baana abalungi.

 

 

 

NZE Esther Nanyombi 23 (ku ddyo), neddira nnyonyi nyange era mbeera Nansana.Nnoonya omusajja omutuufu gwetunakola naye obufumbo obwolubeerera muzaalire ne ku baana abalungi.Ndi ku ssimu;0787414823

Nze Ismail Kyera (25). Mbeera Kireka-Bweyogerere. Nnoonya omukazi ow'emyaka 25-30, eyasomako, alina emmotoka eyiye.

Ndi ddereeva nja kusobola okumuvuga ne bw'aba alina omusajja ne bw'aba nga talina. Kuba 0757-591264.

Nze Moses. Nkola nga bwe nsoma. Nnoonya omukazi akola, ow’empisa, omutono, nga yeevuga. Nze njagala laavu yokka. Kuba 0752106405 oba 0772317655.

Nze Mathew. Nnina emyaka 25. Mbeera Mengo mu Kampala. Nnina ekitongole ky’obwannakyewa ekiyamba abaana abatalina mwasirizi. Kikolera mu Uganda, Liberia, Kenya era kirina ofi isi mu Amerika. Nnoonya omukyala asobola okwongera amaanyi mu pulojekiti zange ez’enjawulo tukole omukwano ogw’ekyama. Abayaaye n’abageezesa temukuba. Kuba 0778557290.

Nze PK. Nnina emyaka 22. Nnoonya sugammami alina ku ssente nga yeevuga. Ndabika bulungi, nnasoma era nkola. Ali siriyaasi kuba 0706447972.

Nnoonya omukazi omukulu alina ku ssente nga teyeekwatakwata mu bya ssente. Nze Ronnie 27. Kuba 0706869328 oba 0771680176.

Nze Paul. Mbeera Ntebe. Nnoonya omukazi ow’emyaka 30-40, alina akabina akanene, akola ng’alina ssente. Nnina emyaka 25. Kuba 0753125860.

Nze JB. Mbeera mu Kampala. Nnoonya omukazi ow’okubeera naye mu mukwano. Kuba 0700577238.

Nze Ibra. Mbeera mu Kampala. Nnoonya omukazi ow’okubeera naye mu mukwano. Kuba 0701061115.

Nneddira Lugave. Mbeera Bbuto-Bamunaanika. Nnoonya omubeezi ow’emyaka 25- 45, alina amabeere manene, ateeyeerusa, atazaalangako nga mwetegefu okunfumbirwa. Nze nnina emyaka 52. Kuba 0788631673 , 0718337243 oba 0757037225.

Njagala omwana omuwala amanyi omukwano nga wa myaka 18-21. Kuba ku nnamba eno:0706237768 oba 0778472718.

Nze Steven Kimera. Mbeera Kitabyama mu disitulikiti y’e Lwengo. Nnina myaka 32. Nnoonya mukyala ali wakati w’emyaka 20-25, Omunyarwanda oba mutuusi. Sifaayo ne bw’aba yazaalako. Kuba 0772609154 0702702077 oba 0711609154.

Nze Becks. Nnina emyaka 25. Nnoonya omukazi omukulu alina ku ssente twagalane. Kuba ku 0772074339 oba 0702022579.

Nze F L. Ndi muwadiisi wa nnyimba. Njagala omukazi ng’akola omulimu
gw’omumutwe oba ng’asobola okuyimba, nga tasussa myaka 25. Kuba 0755805152. Omuyaaye tokuba.

Nnina emyaka 25. Nnoonya omuwala ow’emyaka 19- 24 mmulage omukwano ogwannamadala. Saagala mumpi oba muddugavu nnyo. Kuba 0712047761 oba 0704725805.

Nnoonya omuwala omulungi atasussa myaka 25, omutonotono nga ne ffiga nnungi. Kuba 075641721.

Nnoonya omubeezi ali ku ddagala lya ARVs nga tasussa myaka 25. Njagala muyonjo, ow’empisa nga Mulokole. Nze Kamoga. Mbeera Kampala. Kuba 0717211020.

Nnoonya omuwala atazaalangako, alabika obulungi, Omuganda, ow’emyka 18-23 ng’abeera mu bitundu bye Rakai oba Kaliisizo. Ali siriyaasi kuba 0756858728.

Njagala sugammami alina ku ssente. Nnina emyaka 23. Kuba 0773974582 oba 0702764567.

Nze GM. Mbeera Ntinda. Nnoonya omuwala ow’okubeera naye mu mukwano. Njagala mweru oba katakketakke, si munene oba omumpi.Musuubiza okumwagala n’okumulabirira. Kuba 0704725805 oba 0712047761.

Nze Tony Silvester. Mbeera mu disitulikiti y’e Kiruhura. Njagala omukazi alina ssente, eyeevuga ng’alina ennyumba. Bw’aba anjagadde ng’afunira eky’okukola. Saagala mulwadde. Tujja kusooka kwekebeza. Kuba 0784127228.

Nze M. Njagala sugammami ow’emyaka 30-45, alina ku ssente tukole bizinensi. Kuba 0775036243. Tobiipinga.

Nze RK. Nnina emyaka 30. Njagala omukyala Omusiraamu ng’akola omulimu ogw’obuvunaanyizibwa, alina ke yeekoledde, eyeewa ekitiibwa nga naye ayagala bufumbo. Alina okuba wakati w’emyaka 18-30. Saagala muyaaye. Kuba 0779538988 tobiipinga.

Nnoonya omuwala ayagala obufumbo. Nga mwetegefu okwekebeza omusaayi. Nze MS. Nnina 30. Njagala ow’emyaka 19-28 nga wa buvunaanyizibwa. Kuba 075815658

NZE Angella. Nnina emyaka 25. Nneddira Nnyonyi. Ndi mutonotono era ndabika bulungi.
Nnoonya omwami ow’emyaka 35-55 nga wa buvunaanyizibwa. Kuba 0774382545.

Nze NS. Mbeera Salaama. nnoonya omusajja ali siriyaasi, ow’emyaka 30-40. Kuba 0788910564 .

Nze MN. Mbeera Muyenga. Nnoonya musajja ow’emyaka 30-40. Nkubireko ku 0778639030.

Nnina emyaka 30. Nnoonya omusajja ow’emyaka 35-45 nga muwanvu, munene, wa mpisa.
Sifa ku ddiini kasita obeera n’omulimu kuba nange nkola. Kuba 0778965992.

Nze Allen. Ndi Muganda. Mbeera Kyebando ate nnina empisa. Nneddira mutima. Nnina emyaka 24. Nnasomako ne nkoma mu S.6. Nnoonya omwami atalina mukyala omwetegefu okuwasa. Sifa ku ddiini. Njagala wa myaka 29-40, anaakyala mu bakadde bange. Omusoga n’omuyaaye tonkubira. Kuba 0787587321 oba 0752587321. Tujja kwekebeza omusaayi.

Njagala omwami alina ku ssente abeera Bungereza oba Amerika, nga wa myaka 39-63. Tujja
kwekebeza omusaayi twerage omukwano. Nnina myaka 35. Ndabika bulungi era mpeesa
ekitiibwa. Nnazaalako. Mbeera Ntebe. Mmanyi omukwano. Njagala osobola okuntwala
ebweru oba n’onjagalira wano. Kuba 0776928336.

Nnoonya omwami abeera ebweru wa Uganda, wa myaka 40-65. Sifa ku ddiini wadde eggwanga. Tujja kwekebeza omusaayi. Njagala ali mu nsi za Bazungu nga gy’akolera. Nnina emyaka 38. Ndi mweru. Ndabika bulungi. Ndi mu kibuga Kampala. Njagala ali siriyaasi, mmulage omukwano. Kuba 0784046604.

Nze nnoonya sugadadi, atya Katonda ate nga mwesigwa. Mpandiikira ku email; lharima@yahoo.com 0702915336.

Nze JN. Mbeera mu Kampala. Nnoonya omusajja ow’emyaka 30-45 ng’alina siriimu tukole
omukwano. Kuba 0701553783.

Nze Shakirah Namulindwa. Mbeera Busoga. Nnina ssente entonotono. Ndi mweru. Njagala
omusajja alina obusobozi tukole omukwano ogw’ekimmemete. Kuba 0773668134 oba
0783118739.

Nze Carol Nabukenya 26. Ndi Mukatoliki. Mbeera Lubaga. Njagala omubeezi ali wakati
w’emyaka 25 – 38. Njagala Muganda, Munyankole oba Omusoga, alina omulimu, omwetegefu tweyanjule mu bakadde. Kuba 0703757621. Saagala Musiraamu.

Nze Rachael Namubiru. Nnina emyaka 19. Nnakoma mu S.4. Nneddira Mmamba. Nnoonya
omukyala omuntumulamu, omulungi, Omuganda, ow’empisa, Omukristu, eyasomako alina
ke yeekoledde ng’ananyanjula mu bakadde bange. Kuba 0774230726 oba 0782588142.

Nze NH. Nnina emyaka 28. Nneekozesa. Nnoonya omusajja Omusiraamu, akuze mu birowoozo, ali siriyaasi, eyasomako, wa myaka 35-45, alina omulimu, atalina mukyala nga mwetegefu okugenda ku musaayi ne mu bazadde bange. Kuba 0757646859.

Nnina emyaka 31 ne siriimu. Ndi Munyankole ate mutono. Nnoonya omwami nga naye alinga nze tukuumagane mu bufumbo. Sifaayo ku baana b’alina. Sirina mulimu. Njagala wa myaka 37-60. Annetaaze kuba 0782351181. Njagala ali siriyaasi yekka.

Nnoonya omusajja anamatiza mu mukwano. Emyaka, eddiini n’eggwanga si bikulu, ekikulu
kunjagala n’okumpa obudde. Kuba 0753543434.

Nze Rose (30). Ndi Munyankole. Nnina siriimu. Nnoonya omwami omulwadde tukole amaka. Sirina mulimu naye nnina omukwano. Njagala wa myaka 40-65. Kuba 0703269652.

Nze Maureen. Nnina emyaka 33. Nnoonya omubeezi ow’emyaka 38 n’okweyongerayo. Kuba
0771865395.

 

Nze Jasmine (25). Nnoonya omusajja ow’okufumbirwa, ow’emyaka 30-55, eyasoma
ng’akola. Ndi muwandiisi wa nnyimba za mukwano n’eddiini. Kuba 0702797530.

Nnoonya gwenazaalira omwana omulungi

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Emmotoka ya Kyagulanyi empya.

Aba URA beezinze ku mmotoka...

EBY'EMMOTOKA ya Kyagulanyi gy'agamba nti teyitamu masasi byongedde okulanda ab'ekitongole ky'emisolo ekya URA bwe...

Kyagulanyi (wakati), Ssaabawandiisi wa NUP Lubongoya ne Nambooze nga bakutte ebifaananyi by’abaakwatibwa.

▶️ Bazadde b'abaakwatibwa b...

BAZADDE b'abavubuka abaakwatibwa bakaabizza abantu nga batottola ennaku gye bayitamu okuva abaana baabwe lwe baakwatibwa....

Akulira bonna bagaggawale e Gomba , Brig. Fanekansi Mugyenyi (wakati) ng’akwasa abakyala b’e Gomba ente.

Abakyala b'e Gombe bafunye ...

GAVUMENTI ng'eyita mu kitongole kyayo ekya Operation Wealth Creation (Bonna Bagaggawale) egabidde abakyala b'e...

Abaserikale nga bateeka ku kabangali omulambo gw’omusajja eyasangiddwa mu kibira e Bunnamwaya.

Bazudde omulambo ogutaliiko...

ABATUUZE bakyasobeddwa ku mulambo gwe baazudde mu kibira nga teguliiko magulu. Omulambo guno gwasangiddwa mu kibira...

Ettaka eryogerwako baalissaako n’akapande akagaana abantu okuligula. Mu katono ye Msgr. Kasibante.

Omugagga aguze ettaka ly'Ek...

ABAKRISTU b'ekigo kya St. Charles Lwanga e Gaba bali mu kusoberwa olw'engeri ettaka ly'ekigo eriwezaako yiika bbiri...