TOP

Njagala omusajja Omusiraamu omutuufu

Added 9th April 2013

noonya omusajja Omusiraamu omutuufu anaasobola okundabirira obulungi n’abaana bange.


 

 

Nze Aisha Namatovu 30 (waggulu). Mbeera Kitovu mu Masaka. Nnoonya omusajja Omusiraamu omutuufu anaasobola okundabirira obulungi n’abaana bange. Nange ndi mwetegefu okumulaga omukwano, okumuzaalira abaana wamu n’okulabirira ababe. Ndi ku ssimu; 0756809831.

NZE Mariam Nannyondo 28. Mbeera Ganda mu Wakiso. Nnoonya omusajja anampasa. Omusajja alina kuba Musiraamu oba Mukatoliki ate ng’alina ku ssente, tapangisa muzigo, ng’ali wakati w’emyaka 40-50. Njagala Muganda, Munyankole oba Munnyalwanda. Kuba 0755555417.

Nze Mayimuna, (28). Nnoonya musajja Omuzungu oba Omuganda. Njagala wa katakketakke nga Musiraamu era amanyi eddiini ye. Nkola era njagala alinawo ku ssente ezisobola okutubeezaawo n’okwezimba nga tukwataganyizza wamu. Ateekwa okuba ow’emyaka 30-45 . Ne bw’aba n’omukazi si nsonga. Kuba 0758419747 oba wandiika ku email; main7013@yahoo.com.

Nze Justine N. Mbeera Kawempe. Nnina emyaka 29. Nnoonya omusajja akuze mu birowoozo nga wa myaka 35-40. Njagala anaasobola okukyala mu bakadde bange. Kuba 0755642557.

Nze Annet N 25. Nnina abaana babiri. Nneddira Mutima. Ndi ku ddagala lya ARVs. Nnoonya omwami ow’emyaka 25-45 anandabirira n’abaana bange. Njagala ali ku ddagala era nga mwetegefu okumwanjula ewaffe. Omusiraamu n’owabodaboda totawaana. Kuba 0757728230.

Nze Prossy. Nnina emyaka 26. Nnoonya omusajja anampasa nga Mukristaayo nga wa myaka 30-35. Sifa ku ggwanga kasita toba mufumbo. Kuba 0703103488.

Nze Shadia. Mbeera Bweyogerere. Nnina emyaka 21. Ndabika bulungi kubanga ndi mweru ate ne ffiga ngyekakasa. Nnina ku ssente ezimala. Njagala omusajja omwesimbu, amanyi omukwano ogw’ekimmemmette. Kuba 0773527578 oba 0784751122.

Nze Naome. Nnina emyaka 25. Nnoonya omusajja ow’okufumbirwa nga Mwandiventi. Njagala wa myaka 30-35. Kuba 0703340436.

Nze NM. Ndi Muganda era Mukatoliki. Nnina emyaka 45 n’abaana basatu. Nnoonya omwami alina emyaka 50 n’okweyongerayo, abeera ebweru wa Uganda, alina empisa, ng’alina eddiini ku mutima. Njagala eyakoowa eby’ekiyaaye ng’alina omukwano ogutaliimu bukwakkulizo. Ndi mwetegefu okubeera naye mu nsi yonna. Kuba 0703879219 oba 0781224410.

Nze Ruth Nakanwagi. Nnina emyaka 23 n’omwana. Ndi mulungi wa katakketakke era wa kigero. Nnakoma mu S.3.

Nnoonya omwami ow’emyaka 30-55, eyasomako, alina ku ssente ng’asobola okunkolera bizinensi nange nja kumwanjula mu bakadde. Sifaayo oba alina abaana oba talina. Eddiini n’eggwanga si kikulu. Gwe nnaafuna mmusuubizza okumukwata nga bbebi. Ali siriyaasi kuba 0700565326.

NNOONYA omukyala omukulu ndi muntumulamu. Kuba 0718880628.


Nze David. Nnina emyaka 21. Mbeera Zzana. Nnoonya omukazi omulungi ow’emyaka 18-20. Kuba 0758101000.

Nnoonya sugammami ali wakati w’emyaka 30-40 ng’alina ku ssente. Kuba 0755223760, 0702223760.

Ndi wa myaka 29. Nnina diguli, enju mu Kampala n’omulimu gwa ofiisi. Nnoonya omukazi ow’emyaka 22-27 nga wakunfumbirwa mbaga. Ne bw’oba okyasoma nja kukuweerera. Kuba 0753223075.

Nze James Kabanga. Nnina emyaka 30. Mbeera Kibuye. Njagala sugammami okuva ku myaka 25-35 ate ng’akola kuba nange nkola. Kuba 0774468311.


NNOONYA omukyala omukulu myaka. Mbeera Dubai. Kuba +971527824872 oba wandiika ku email: jimmypaul703@yahoo. com.

Nze Denis. Mbeera Mengo. Njagala sugammami, sayizi zonna, atya Katonda, eyeevuga ate ng’amanyi omukwano. Kuba 0776124796.

Mbeera Makindye. Nze DJ. Nnoonya omukazi ow’okuwasa. Kuba 0700577238.

Nze Nkoyooyo. Mbeera Nansana. Njagala omukazi ow’emyaka 18-25 tukole obufumbo. Kuba 0754740655. Nze Ian Kiwalabye. Mbeera mu Kampala. Nnoonya omukazi ow’emyaka 19-26 muwase. Kuba 0759321677.

Nze Richard Kirya 25. Mbeera mu Kalagi. Njagala sugammami atasussa myaka 45 ng’alina ku ssente. Kuba 0755184973.

Nnoonya omuwala ow’okuwasa nga nga wa myaka 18 n’okweyongerayo.

Nze Richard. Mbeera Lugazi. Saagala muyaaye. Ali siriyaasi kuba 0752106405.

Nnina emyaka 47. Nnoonya omukazi ow’emyaka 35, munene, muddugavu, mukkakkamu, omuyonjo atanoonya bya nfuna. Njagala omukwano nga gwa kyama. Kuba 0701977502.

Nze Sam. Nnina emyaka 25. Mbeera Mengo. Nnina ekitongole ky’obwannakyewa ekikolera mu Uganda, Liberia, Kenya nga kirina ne ofiisi mu Amerika. Nnoonya omukazi asobola okwongera amaanyi mu pulojekiti zange, tukole omukwano ogw’ekyama. Abayaaye n’abagezesa temutawaana. Kuba 0778557290.

Nnina emyaka 30. Ndi Munyankole, mumpi,mutonotono, muddugavu era nkola. Nnoonya omuwala ow’okuwasa nga wa myaka 23-27, tafumbirwangako, talina mwana nga Mukatoliki ng’akola. Kuba 0776368743.

 

Nze Alice Kiringooba (waggulu). Mbeera Nabweru. Ndi musomesa omutendeke.Nnoonya musajja okuva ku myaka 38 - 50, amanyi omukwano, alina omulimu, Mukulisitaayo nga mwetegefu okumwanjula mu bakadde bange. Kuba ssimu 0713871522.

Nze MK. Nnoonya omukyala omwetegefu okunjagala nga bwendi tutuuke mu bufumbo. Ateekwa okuba nga tasussa myaka 22. Kuba 0750794569.

Ndi wa myaka 31. Njagala mukyala Mulokole, ow’emyaka 25-28, Omuganda, nga yasomako era ng’akola. Nnina omukwano gwe gwonna. Kuba 0706511816.

Nze Mark. Ndi muwanvu, muddugavu. Nnoonya omukazi ow’emyaka 25-33, ng’akola. Nange nnina omulimu. Kuba 0753780833.

Nze Isaac (25). Nnoonya omukyala ow’emyaka 20-40 ng’alina ku ssente kuba nze naakamala okusoma. Ali siriyaasi kuba 0755150291.

Nnoonya omukazi bwe tuneeyagala mu kyama. Njagala alina ku ssente nga buli lw’ayagala okundaba
ng’ankubirako.Siri muyaaye era ndi muntumulamu. Kuba 0718880628.


Njagala omusajja Omusiraamu omutuufu

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omukazi lwe yeeronda n'atam...

ABASAJJA abamu babeera mu maka nga bali ku maggwa olw’abakazi abeeronda ku buli nsonga. Ab’engeri eno mu kiseera...

Akena ng’alayizibwa ku bwapulezidenti bwa UPC.

Akena alayiziddwa n'awera k...

ABA UPC baayisizza ekiteeso ekikakasa Jimmy Akena ng'omukulembeze wa UPC omuggya ekyongedde okutabula abamuwakanya....

Endabika ya Rema ecamudde a...

BAATANDISE ku Lwakutaano ku Idd, ng'amba abawagizi nga beebuuza engeri sereebu waabwe gy’ajaguzaamu olunaku engeri...

Aba Ebonies bagaanyi Corona...

Dr. Bbosa (mu katono) ng'amannya ge amatuufu ye Sam Bagenda yasinzidde ku mukolo gw'okutongoza enkola empya mwe...

Tanga Odoi ng’ayogera eri bannamawulire ku Lwokubiri.

NRM eggaddewo okugaba ffoom...

AKAKIIKO k'ebyokulonda mu NRM kalagidde buli ayagala obubaka bwa Palamenti n'obwassentebe bwa disitulikiti okusooka...