TOP

ABANOONYA: Njagala omusajja atapangisa

Added 17th December 2013

Nnoonya musajja atya Katonda,alina omulimu nga tapangisa. Alina okuba nga mwetegefu okwekebeza omusaayi n’okunkuba empeta.




NZE Amos Kisuule. Nnoonya sugammami. Kuba 0705502803

Nze Dickay Nkuti. Ndi Muganda. Nnina emyaka 35. Nnoonya omukyala ow’emyaka 20-30, Omuganda, Omunyankole, Omunyarwanda oba Omutooro. Njagala alabika obulungi, nga tazaalangako nkole naye omukwano ogwananamaddala naye nga gwa kyama.Tujja kwekebeza omusaayi. Kuba +96566206488.

Nze Collins. Nnoonya omuwala ali wakati w’emyaka 18-20, eyamala S.6 nga Muganda oba Mutooro. Kuba 0788979739

Nze Medhi Wakabi.  Nnoonya omuwala ali wakati w’emyaka 18-24. Nze nnina emyaka 24. Alina okuba nga Musiraamu. Kuba 0755865790.
 

Nze James Saddati. Nnina emyaka 24. Njagala omukazi ow’emyaka 18- 23. Kuba 0705595596.

Nnoonya omukyala Omusiraamu, asaala, omweru, omunene atapangisa, anannyambako okufuna omulimu era nga mwetegefu okukebeza siriimu. Sifa ku ggwanga. Kuba 0706385756.

Nze Peace Namakula,mbeera ku luguudo lw’e Salaama.Nnoonya omusajja omwetegefu okweyanjula mu bakadde bange n’oluvannyuma tugattibwe mu bufumbo bw’eddiini.Ndi ku ssimu;0750753152.

Nnina emyaka 30. Ndi muwanvu, mweru, mutono, mulungi, Munyankole. Nnoonya omukazi nga wa myaka 20 n’okweyongerayo, omulungi, atayomba, atayenda, akola ng’atya Katonda. Sifa ku ggwanga. Saagala mwavu oba ow’ebizibu, Ansuubiramu ssente totawaana. Ndi Mulokole. Kuba 0772761611.

Nze Rashid. Nnina emyaka 30. Mbeera Kyengera. Nnoonya omukyala ow’emyaka 32-48 tukole omukwano. Kuba 0753678563.Ayagala obugagga tokuba.

Nnoonya omukazi ow’okuwasa. Nnina emyaka 35. Njagala musawo, omusomesa oba ng’akola mu offiisi. Saagala ssente zo. Ndi musuubuzi! Njagala atali muddugavu nnyo. Ow’ebbeere eddene gwe nsinga okwagala. Ateekwa okuba nga muyonjo wa mpisa nga muntumulamu. Omuyombi, Owolugave, eyeeddira endiga n’omunywi w’omwenge totawaana. Kuba 0781816158.

Nze Jerdi. Njagala omukyala alina ssente nange mulage laavu. Nnina emyaka 29. Njagala omusajja ow’emyaka 30- 50. Atalina ssente tokuba. Kuba 0753292979.

NZE Christine. Mbeera mu Wakiso. Nnoonya omusajja akuze mu birowoozo era omwetegefu okubeera nange mu bufumbo obw'olubeerera n'okumufumbira Ssekukkulu eno. Alina ebisaanyizo bino nfunira ku ssimu 0781871734.

Nnoonya omwami tukole obufumbo. Njagala akola ate nga yakoowa ebwensi. Nnina emyaka 24. Njagala wa myaka 24-37. Nange nkola. Kuba 0758880843.

Nnoonya omwami ow’emyaka 35-60 nga wa buvunaanyizibwa. Ndi Mumbejja. Nnina emyaka 26. Kuba 0778417341.

Njagala omusajja alina emyaka 30-45 nga mwesimbu. Ansiimye kuba 0784422499.

Nze Shifura. Ndi musawo. Nnoonya omusajja Omusiraamu, ow’emyaka 28-35, ow’obuvunaanyizibwa ng’akola. Kuba 0754708063.

Nnoonya omwami omulungi ng’afaayo ku mukyala we, alina ku ssente nga wa myaka 27-50.Sizaalangako era nkyali mu bakadde bange. Nze NK. Kuba 0759172061.

Nze Isma Ssekamatte, 24. Mbeera mu kibuga ky’e Wakiso.Njagala omukazi alina ku nsimbi n’obuvunaanyizibwa tutandike ensonga z’amaka.Njagala oyo omwetegefu okunzaalira abaana. Nfunira ku ssimu 0775995520.

Nze Kate 27. Nnoonya omusajja eyasoma, alina ku ssente ate nga mugumiikiriza. Kuba 0756151654.

Nnoonya omusajja Omusiraamu nga wa myaka 30-40 nga mukozi era nga mukkiriza. Saagala Mutabuliki atema mpale. Nnina emyaka 30 n’omwana. Ateekwa okuba omwetegefu okucakala mu bakadde. Nnina omulimu. Ayagala Hajati akube 0758884455.

Njagala omusajja alina bino; eyazimba, eyeevuga, eyeekozesa, wa myaka 30-40, muddugavu, alina ssente, alina laavu naye nga si mwenzi. Kuba 0791087186.

Nnina emyaka 29. Nnoonya omwami ow’emyaka 40-60, Omusiraamu era ng’asaala. Ndi muyimbi muto. Njagala annyambako okutumbula ekitone kyange. Ateekwa okuba ng’alina amaka, wa buvunaanyizibwa. Nnazaalako. Nneddira Mmamba. Saagala wa bizibu. Asussa mayiro 10 okuva mu Kampala totawaana. Kuba 0754762807.

Nze Joy. Mbeera Makindye. Nnina emyaka 27. Nnoonya omwami Omukrisitaayo, atya Katonda, atalina mukazi nga mwetegefu okunkolera bizinensi n’okundabirira. Njagala wa myaka 32-40. Njagala atapangisa, alina omulimu omulungi nga tanywa kitamiiza. Owente n’Owembogo tokuba. Njagala ayagala okuzaala. Kuba 0754762807.

Nze Ketra Nakyanzi. Nnoonya omusajja ow’emyaka 45. Sifa ku ggwanga. Kuba 0773527578.

Njagala omusajja atapangisa

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Embeera y'amasiro nga bwegali mu kiseera kino

Omuwanika wa Buganda Waggwa...

OMUMYUKA ow’okubiri owa Katikkiro era Omuwanika wa Buganda,Robert Waggwa Nsibirwa bwe yabadde asoma embalirira...

Abakozi abakolera mu Owino balaajanidde Gavumenti ku mmaali yaabwe

Abakolera mu Owino balaajan...

ABASUUBUZI abakolera mu katale ka St.Balikudembe balaze obutali bumativu olw'abeebyokwerinda okubagaana okutaasa...

Eyafumitiddwa ebiso nga bw'afaanana

Kamyufu afumise munne ebiso...

OLWAMAZE okufumita munne ebiso n’agenda nga yewaana nti, ‘mumaze naye agende yejjanjabe nga nange bwe ngenda okwejjanjaba’....

Nnamwandu Sarah Nassiwa ng'akungubagira bba

Kamyufu afumise munne ebiso...

OLWAMAZE okufumita munne ebiso n’agenda nga yewaana nti, ‘mumaze naye agende yejjanjabe nga nange bwe ngenda okwejjanjaba’....

Ronald Kyobe ng'alaga emmwanyi ze. Ebifaananyi bya Ssennabulya Baagalayina

Abalimi b'emmwanyi e Lwaben...

ABALIMI b'emmwanyi mu ggombolola y'e Lwabenge e Kalungu kwe basinzidde okusaba Gavumenti nti tekoma kubakunga wazira...