TOP

Njagala ananfunira omulimu

Added 7th January 2014

Nnoonya musajja Omusiraamu, atya Katonda, alina empisa nga mwetegefu okunfunira omulimu.



Nze Falida Tusiime. Mbeera Gaba. Nnoonya musajja Omusiraamu, atya Katonda, alina empisa nga mwetegefu okunfunira omulimu. Sifa ku ggwanga. Ansiimye kuba  0758025736

NZE Aziz W. Nnina emyaka 40. Nnoonya omukyala omulungi, ali wakati w’emyaka 23-35, Omusiraamu ng’alina omulimu. Kuba 0711473288.

Nze Ashraf 41. Njagala omukazi ow’emyaka 28-40, omuwanvu, omweru, ow’empisa nga yasomako. Kuba 0782334153.

Nnoonya omukyala ow’emyaka 23-40 ng’akola ate ng’oli muyivu. Tujja kwekebeza omusaayi. Kuba 0772996529.

Nnoonya omukazi alina ssente. Ssente sirina naye omukwano ngwekakasa. Nze Muhamad. Mbeera Hoima. Kuba 0779987321.

Nze Alfred. Mbeera Nakasongola. Nnoonya ow’okucakaza mu nnaku zino ng’ategeera laavu. Kuba 0772050595 oba 0701256940.

Nnina 33, njagala omukazi ow’okuwasa ng’ali wakati w’emyaka 23-27. Omwetegeefu kuba 0782706880.

Nnoonya omukazi ng’asobola okumpasa n’okundabirira nange mmulage laavu. Kuba 0772084494.

Nze mn 29. Ndi Musiraamu. Njagala omukyala ow’emyaka 24-32 nga Musiraamu. ng’alina omulimu. Saagala muyaaye n’ampagisa. Tobiipinga. Kuba 0705109653.

Nnoonya omukyala ow’emyaka 25-38, owempisa nga muntumulamu. Nze Dr. Ibrahim. Nnina emyaka 40. Kuba 0773997840 oba 0701112218.

Nze Rafik, 27. Nnoonya omukazi alina ku ssente. Ndi musomesa. Njagala Muganda, Munyankole nga wa myaka 30-40. Kuba 0773830563.

Nnoonya omukyala ow’emyaka 18-20 nga mwetegefu okufumbirwa. Kuba 0752174858.

Nze MK. Mbeera Masaka. Nnina emyaka 31. Nnoonya omukazi alina ku ssente mmulage omukwano. Njagala wa myaka 35-50. Sifa ku ggwanga. Kuba 0774418277 oba 0704216943.

Nze J Mugisha. Ndi Munyankole. Njagala omukyala eyazaalako, alina ku ssente nga mwetegefu okwekebeza omusaayi. Sifa ku ggwanga kasita aba ng’ayagala okukola amaka. Ali siriyaasi kuba ku 0774939703.

Nnoonya omuwala alina omulimu gw’omutwe nga tasussa myaka 25. Mbeera Matugga. Mpangisa. Nze Haruna. Kuba 0789082454.

Ndi wa myaka 26. Njagala omukazi ali wakati w’emyaka 22-30, alabika obulungi, Omuganda ate ng’alina omulimu. Kuba 0755591058.

Nze dick 40. Nnoonya omukazi akola, alina ssente, eyeevuga nga wa myaka 35-60. Nze nkola, nneevuga era nnazimba. Kuba 0752180845. Saagala muyaaye.

Nze Badru Sserugo. Nnoonya omukyala omukkakkamu, ow’empisa, atya Katonda nga mwetegefu okufumba n’okuwa amaka ekitiibwa nga n’omukwano agwekakasa. Anoonya ssente tokuba. Nnina emyaka 29. Kuba 0755366482.

Nnina emyaka 23. Njagala omukazi alina ku ssente ate nga yeevuga. Alina okuba wakati w’emyaka 20-46. Kuba 0755894490.

Nze Ronny. Ndi wa myaka 28. Njagala omukazi ow’emyaka 23-26, atya katonda, assa ekitiibwa mu bufumbo. Anneetaaga kuba 0779453222.

Nze Victo Steven(23). Mbeera Mukono. Nnoonya omukyala alina ku ssente. Kuba 0785099988.

Nze K Nicholas. Nnoonya omukyala omulungi ng’asobola okuba mu maka n’okuzaala. Njagala wa myaka 19-23, Omuganda nga teyeddira Njovu. Kuba 0754270049.

Nze j Kakeeto. Ndi mu Kampala. Nnina emayaka 30. Nnoonya omukyala omuntumulamu, alina ssente ng’anankolera bizinensi. Atali siriyaasi totawaana. Kuba 0753292979.

Nze Dennis Ssebuliba. Mbeera mu Kampala. Nnina emyaka 26. Ndi muddugavu era muwanvu. Nnoonya omukyala akuze mu birowoozo, ow’emyaka 24-35 nga si muyaaye tukole omukwano. Kuba 0782193720.

Nze sosi-peter. Nnina emyaka 36. Nnoonya omukazi nga talina musajja. Mbeera Nampologoma Butaleja. Kuba 0776838392.

Nnoonya omukyala akola ate nga yeesuza. Nze nkola, era ndi muvubuka amanyi omukwano. Nze Mike 23. Njagala wa myaka 23-28. Kuba 0754687974.

Nnoonya omukyala ali ku arvs, wa myaka 25-35, ayagala okuzaala, abeera Kampala, akola nga yeesuza. Nnina myaka 36 n’empisa nnungi. Kuba 0756610190.

Nnoonya omukazi alina emyaka 20-24. Omuddugavu n’Omurundi totawaana. Nja kumulaga laavu. Kuba 0756608444

Nze ssenabulya steven. mbeera bugabo. nnoonya sugammami alina ssente ng’alina emmotoka. kuba 0788836710.

Nze AM James Sadati. Nnina emyaka 24. Nnoonya sugammami tutandike laavu. Ali siriyaasi kuba 0705595596.

Twagala ba buvunaanyizibwa

Nnoonya omwami ow’emyaka 40-50. ndi wa myaka 36. Njagala omukozi nga tali bubi ate ng’atya Katonda. Kuba 0793727797.

Nnoonya omwami ow’emyaka 35-60. Ndi Mumbejja. Nnina emyaka 26. Kuba 0778417341.

Nnoonya omusajja atya katonda, Omunyarwada, Omunyakole, omuganda oba Omutooro. Njagala  wa myaka 30- 40, eyasoama nga yazimba. Nnina emyaka 26. Kuba 0779353892.

Nze jackie. Nnina emyaka 25. Nnoonya omwami ow’emyaka 40-45. Ndi munene. Sifa ku ggwanga Ansiimye kuba 0753601636 omuyaaye totawaana.

Nze Gertrude Matovu. Ndi musomesa. Mbeera mu kibuga Mukono. Nnina emyaka 30.  Njagala omusajja Omulokole oba nga Mukrisitaayo, Omuganda, eyasoma, akola naye nga si musomesa. Ow’engabi totawaana. Kuba 0706404220.

Njagala ananfunira omulimu

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Emmotoka ya Kyagulanyi empya.

Aba URA beezinze ku mmotoka...

EBY'EMMOTOKA ya Kyagulanyi gy'agamba nti teyitamu masasi byongedde okulanda ab'ekitongole ky'emisolo ekya URA bwe...

Kyagulanyi (wakati), Ssaabawandiisi wa NUP Lubongoya ne Nambooze nga bakutte ebifaananyi by’abaakwatibwa.

▶️ Bazadde b'abaakwatibwa b...

BAZADDE b'abavubuka abaakwatibwa bakaabizza abantu nga batottola ennaku gye bayitamu okuva abaana baabwe lwe baakwatibwa....

Akulira bonna bagaggawale e Gomba , Brig. Fanekansi Mugyenyi (wakati) ng’akwasa abakyala b’e Gomba ente.

Abakyala b'e Gombe bafunye ...

GAVUMENTI ng'eyita mu kitongole kyayo ekya Operation Wealth Creation (Bonna Bagaggawale) egabidde abakyala b'e...

Abaserikale nga bateeka ku kabangali omulambo gw’omusajja eyasangiddwa mu kibira e Bunnamwaya.

Bazudde omulambo ogutaliiko...

ABATUUZE bakyasobeddwa ku mulambo gwe baazudde mu kibira nga teguliiko magulu. Omulambo guno gwasangiddwa mu kibira...

Ettaka eryogerwako baalissaako n’akapande akagaana abantu okuligula. Mu katono ye Msgr. Kasibante.

Omugagga aguze ettaka ly'Ek...

ABAKRISTU b'ekigo kya St. Charles Lwanga e Gaba bali mu kusoberwa olw'engeri ettaka ly'ekigo eriwezaako yiika bbiri...