TOP

Omuddugavu ng'atya Katonda nkubira

Added 21st January 2014

Nze Eseza Nayebale. Mbeera Masajja. Ndi mutooro. Njagala omusajja Omuzungu, ow’e myaka 37-60. Omuddugavu ng’atya Katonda naye bw’ansiima simugaana. Kuba ku ssimu 0754 204 571.

 


NZE Hadija. Nnoonya alina omukwano omutuufu. Mbeera Ntebe. Njagala omwami ow’okufumbirwa ow’emyaka 30-65. Kuba 0702646047.

Nnoonya omwami ow’emyaka 35-60, omukkakkamu era nga wa buvunaanyizibwa. Nze Ndagire. Nnina emyaka 26. Ndi mutonotono. Kuba 0753271870.

Nnoonya omwami ali siriyaasi, Omusiraamu, alina eddiini okuva ku myaka 32-42. Nze nnina emyaka 25, nga wa buvunaanyizibwa, eyazimba. Ali siriyaasi kuba 0701204001.

Ndi wa myaka 40, mutono era muddugavu.Njagala omwami wa myka 45-60 ng’alina omulimu. Kuba 0716485668.

Nnoonya omwami ow’emyaka 40 n’okudda waggulu, Omusiraamu, amanyi laavu, omusuubuzi, nga si muyaaye nga Muganda. Nnina emyaka 38 era nkola. Kuba 0757387228.

Ndi mukazi wa myaka 30. Nnoonya omwami atya Katonda nga wa myaka 35-40. Kuba 0718503406.

Nnoonya omwami ow’emyaka 35-45. Nze nnina emyaka 30. Njagala omuntumulamu ate nga wa buvunaanyizibwa. Kuba 0775479056.

Nnoonya omwami ow’emyaka 35-70, alina omulimu ogw’obuvunaanyizibwa, omuwanvu, mulungi ng’asobola okundabira. Kuba 0787698543.

Nnoonya omusajja ow’emyaka 35-45 tukole omukwano ogw’ekyama. Njagala atali bubi. Nneekozesa era ndabika bulungi. Nnina emyaka 26. Kuba 0787867658.

Nnoonya omwami ali ku ddagala lya ARVS, alina omulimu omulungi, alina ku ssente ate ng’atya Katonda. Nze nnina 36. Njagala wa myaka 45-60. Nze nkola. Omwavu totwaana. Kuba 0771663132.

Nze Beatrice. Nnina emyaka 45. Njagala omwami ow’emyaka 55 n’okusingawo nga mwetegefu okwekebeza omusaayi. Kuba 0758733844.

Njagala omusajja Omusiraamu ate nga musaaze. Ateekwa okuba nga wa myaka 30-40. Nze nnina emyaka 28. Saagala Muhamadiya. Njagala Musalafu. Nze Nusurah N. Kuba 0754333832.

NNOONYA omukazi ow’okuwasa ng’alina siriimu. Njagala Musiraamu, akola nga wa buvunaanyizibwa. Kuba 0752124417.

Nnoonya omukazi Omunyakole ali wakati w’emyaka 22-25. Kuba 0774538987.

Nnoonya omukazi ali wakati w’emyaka 18 -21. Nze nnina emyaka 20. Ateekwa okuba ng’alabika bulungi. Omuyaaye totawaana. Kuba 0792284138.

Nnoonya sugammami alina ku ssente nga wa myaka 25-35. Nze nnina emyaka 24. Kuba 0705700988.

Nze Mark. Nnina emyaka 25. Njagala omukazi ow’emyaka 25-45 ng’ alina omulimu. Kuba 0787431260.

Nnoonya omukazi nga wa myaka 19-22. Kuba ku 0757722150.

Nnoonya omukazi akola, eyeesuza ng’amanyi omukwano. Nze Hussein M 27. Njagala wa myaka 19-30. Kuba 0773877341.

Njagala amanyi omukwano nga wa 25-35. Nze ndi wa 24. Kuba 0704712494.

Nnoonya sugammami alina ssente. Kuba 0784568251.

Nnoonya omukazi ow’emyaka 25-35. Ndi wa myaka 24. Kuba 0704712494.

Nnina emyaka 26. Njagala omukazi alina ku ssente, eyeevuga, eyeesuza nga myaka 24-47. Kuba 0773884894.

Nnoonya omukyala omunene, omweru nga muwanvu. Sifa ku ggwanga yadde obuyivu. Owemmamba oba Ennyonyi totawaana. Kuba 0772034225.

Nnina emyaka 28. Njagala omukazi ow’emyaka 30-45. Kuba oba weereza obubaka ku 0777466263.

Nnoonya omukazi alina akabina n’essente. Sirina ssente naye omukwano ngwekakasa. Nnina emyaka 27. Ali siriyaasi kuba 0754710226 tobiipinga.

Nnina emyaka 34. Ndi wa mpisa ate wa mazima. Nnoonya mukyala waakuwasa ng’alina ku ssente era ng’ava ku myaka 38 n’okudda waggulu. Kuba 0702114722.

Nze Peter 28. Nnasoma bya bizinensi era nkola. Nnoonya omukyala ow’emyaka 20-25, eyasomako nga wa yasoma n’atuuka mu S.4 n’okusingawo. Ndi mwetegefu okumuyiiyiiza ekyokukola. Alina okuba nga alabika bulungi nga wa mpisa era nga akiriza okwekebeza omusaayi.Kuba 0752902633.

Nze Allan nnoonya omwagalwa atasussa myaka 28. Nze nnina 22. Njagala wa mukyama. ndi 0784275587.

Nze Eddy. Mbeera Jinja. Nnina emyaka 24. Njagala omukyala ow’emyaka 35-48 ng’alina ku ssente. Kuba 075765710534.

Nze Kaggwa. Njagala omukazi eyafiirwako omusajja siriimu naye ye nga tamulina kuba nange ndi mulamu. Njagala alina ku ssente. Nnina emyaka 34. Kuba 0777812812.

Nze Richard. Nnaakava Japan. Njagala omukazi anoonya obufumbo nga si muyaaye mmwanjule era mufunire omulimu. Ateekwa okuba nga yasomako n’atuuka mu S6 ng’amanyi okubala. Njagala ng’alina emyaka 18-26. Nze nnina emyaka 27. Omulwadde wa siriimu tokuba. Kuba 0785555160.

Nze Haminsi K. Nnaakamala okusoma era mbeera mu bakadde bange. Nnoonya omukazi anampasa. Njagala wa myaka 25-45. Nze Nnina 27. Kuba Ku 0784667681.

Nnoonya omukyala alina ssente mmulage laavu. Kuba 0778146540.

Nnoonya omukazi omugagga, eyeevuga nga wa myaka 25-35. Nze nnina emyaka 27. Kuba 0704484405.

Nnoonya omukazi ow’emyaka 18-20, omunene nga muwanvu. Nze Sula. Kuba 0759696001.

Nze Brian. Nnina emyaka 43. Ndi ku ARVS. Nnoonya omukazi ali siriyaasi ku by’obufumbo. Ndi yinginiya. Mbeera Gayaza. Ndi mulimi era mulunzi. Njagala awezezza emyaka 20. Sifa ku ggwanga. Kuba 0776698642.

Nze Abdallah Aziz. Njagala omukazi Omusiraamu ngalina ssente. Mbeera Ndejje. Ndi wa myaka 30. Njagala wa myaka 28-45. Kuba 07059366020.

Nze Ivan Mwebe. Nnina emyaka 27. Mbeera mu Kampala. Nnoooya omukazi ow’emyaka 26-55 ng’alina ennyonta y’omukwano. Sifa ku ddiini wadde eggwanga. Ali siriyaasi kuba 0782193720.

Nze nkola gwa kubudaabuda mu ddwaaliro lya KCCA. Nnina emyaka 32 n’akawuka ka siriimu. Nnoonya omukyala ow’emyaka 24-26, amanyi Oluzungu ng’alina ku ssente mmukube empeta.Ali siriyaasi kuba 0716272397. OwEnkima n’Emmamba temutawana.

Omuddugavu ng’atya Katonda nkubira

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Emmotoka ya Kyagulanyi empya.

Aba URA beezinze ku mmotoka...

EBY'EMMOTOKA ya Kyagulanyi gy'agamba nti teyitamu masasi byongedde okulanda ab'ekitongole ky'emisolo ekya URA bwe...

Kyagulanyi (wakati), Ssaabawandiisi wa NUP Lubongoya ne Nambooze nga bakutte ebifaananyi by’abaakwatibwa.

▶️ Bazadde b'abaakwatibwa b...

BAZADDE b'abavubuka abaakwatibwa bakaabizza abantu nga batottola ennaku gye bayitamu okuva abaana baabwe lwe baakwatibwa....

Akulira bonna bagaggawale e Gomba , Brig. Fanekansi Mugyenyi (wakati) ng’akwasa abakyala b’e Gomba ente.

Abakyala b'e Gombe bafunye ...

GAVUMENTI ng'eyita mu kitongole kyayo ekya Operation Wealth Creation (Bonna Bagaggawale) egabidde abakyala b'e...

Abaserikale nga bateeka ku kabangali omulambo gw’omusajja eyasangiddwa mu kibira e Bunnamwaya.

Bazudde omulambo ogutaliiko...

ABATUUZE bakyasobeddwa ku mulambo gwe baazudde mu kibira nga teguliiko magulu. Omulambo guno gwasangiddwa mu kibira...

Ettaka eryogerwako baalissaako n’akapande akagaana abantu okuligula. Mu katono ye Msgr. Kasibante.

Omugagga aguze ettaka ly'Ek...

ABAKRISTU b'ekigo kya St. Charles Lwanga e Gaba bali mu kusoberwa olw'engeri ettaka ly'ekigo eriwezaako yiika bbiri...