TOP

Twagala bali siriyaasi

Added 28th January 2014

Nnoonya omukazi ow’emyaka 18-28, omweru era nga mwetegefu okunzaalira abaana. Njagala Muganda, Munyarwanda oba Mukakwa.Nze DM. Nnoonya omukyala gwe nnaabeera naye. Sifa ku myaka. Nze nnina emyaka 45. Mbadde nkolera South Afrika naye kati sirina bulungi ssente. Ateekwa okuba ku ARVS nange kwendi. Ndi ‘simaati’ muwanvu, mutono era nnina era ndi mwesigwa. Kuba Ku 0782746640. Omuyaaye saagala.

Nze Alpha. Njagala omukyala ow’ekyama, ow’emyaka 20-25. Nnina emyaka 24. ayagala kuba 0752581548.

Nnoonya omukazi alina ssente, omukkakkamu ate nga wa buvunaanyizibwa kubanga nange bwendi. Nnina emyaka 24. Kuba 0785889034 . 0759660840.

Nnoonya sugamami eyeesuza, alina ssente, eyeewa ekitiibwa, omukkakkamu, ow’empisa ng’ananfunira omulimu. Nze nnina empisa n’omukwano. Saagala abiipinga. Kuba 0750185723.

Ndi wa myaka 36. Nze Joel Mawanda. Njagala omukyala alina empisa tukole obufumbo. Omuyaaye n’ababiipinga temutawaana. Kuba 0754131913.

Nnina emyaka 35. Nnasomako era ndi musajja wa buvunaanyizibwa. Nnetaaga omukazi omukozi tukole obufumbo. Kuba 0752419940.

Ndi wa myaka 28. Njagala omukyala ow’okubeera naye ng’ali HIV+ era nga wa myaka 25-45. Kuba 0788084846.

Nze AR. Mbeera Hoima. Nnina emyaka 42 n’abaana babiri. Njagala omukyala ow’emyaka 25-30, eyazaala ko, mugumiikiriza, atya Katonda, mukozi, anandabirira nga tuli ffenna. Ali siriyaasi kuba 0793815490.

Nnoonya omukazi alina siriimu, Omusiraamu, akola, ow’obuvunaanyizibwa nga n’omulimu gwe gwa buvunaanyizibwa. Kuba 0752124417.

Nnoonya omukazi ow’okubeera naye mu mukwano ogw’ekyama. Saagala kuzaala. Njagala wa myaka25-40, nze nnina emyaka 40. Saagala muyaaye.Kuba 0701576503.

Nnina emyaka 30. Njagala omukazi alina ssente, eyeevuga, eyeesuza nga myaka 30-47. kuba 0753292979.

Nze Sserwanga. Mbeera Nakaseke. Njagala omuwala ow’emyaka 18-21. Nze nnina emyaka 20. Kuba 0787615295. Owenkima totawaana. Sifa ku ggwanga.

Nze Sseka. Nnina emyaka 23. Nnoonya omuwala eyasomako, akola nga tasussa myka 22. Kuba 0730164044.

Nnoonya omukazi alina ssente, eyeekozesa ng’ayagala waakubeera naye. Nze nkola. Nnina emyaka 25. Kuba 0706689031.

Nze Mariam Nannyondo 28. Mbeera Nansana mu Wakiso. Nnoonya omusajja omwetegefu okubeera okumpasa,ow’emyaka 30- 40, eyazimba amaka mu kibuga ng’alina n’emmotoka. Ow’omu kyalo n’ali mu muzigo tokuba. Sisosola mu mawanga. Nsinga kwagala Musiraamu. Eyeddira Ente n’Engo temukuba. Abalala mukube ku 0755555417.

Nze Patrick Murungi. Nnina emyaka 22. Nnoonya omukazi ow’emyaka 22- 45 ng’ alina ssente. Nja kumulaga omukwano. Ndi muvubuka mubalagavu. Kuba 0705792050.

Nze Richard Semakula.Mbeera mu Kampala. Nnina emyaka 28. Ndi muwanvu. Nnoonya omukazi akuze ebirowoozo nga si muyaye tukole omukwano. Njagala wa myaka 26-50. Kuba 0782193720.

Nze MA. Nnina emyaka 28. Nnoonya omukyala Omusiraamu, ow’emyaka 24-27, omukkakkamu nga tazaalangako ate nga si muwanvu. Kuba 0711840377.

Nze Dan. Nnoonya omukazi ow’okuwasa nga mbeerera. Tujja kwekebeza omusaayi. Ssente ezokwanjula teziriiwo mpozzi ezikyala. Kuba 0784630087

Nze Brown. Nnina emyaka 35. Nnoonya omukazi omukozi ananfunira omulimu nange nja kumulaga omukwano. Kuba 0775311028.

Nnoonya sugammami alina ku ssente nga wa myaka 25-40. Nze nnina emyaka 23. Kuba 0703160735.

Nnoonya omuwala amanyi omukwano, akola nga Musiraamu. Njagala ali siriyaasi okukola omukwano ogwanamaddala. Saagala bayaaye. Kuba 0757085991.

Nze NH. Njagala omusajja ow’emyaka 30-40, alina amaka, atali mufumbo ng’alina ssente. Kuba 0756172863.

Nze Amos Kasule. Nnoonya omukazi omukulu tukole omukwano. Njagala alina ssente. Kuba 0705 502803 oba 0779 939481.

Nze Joe Oscar Kato.Njagala omukyala alina ensimbi, eyeesobola, omwesimbu, omukkakkamu, alina omukwano, ayagala enkulaakulana, atya Katonda tukole obufumbo. Kuba 0713388880.

Nze James Sadati aged 24. Nnoonya sugammami tukole omukwano n’oluvannyuma twewase. Kuba 0705595596.

NNOONYA omwami ow’emyaka 40-50 tukole omukwano. Njagala eyeevuga nga wa buvunaanyizibwa. Ndi wa myaka 40. Mbeera Mityana. Ndi waabuvunaanyizibwa nneekozesa era ndi mukulembeze w’abantu. Kuba 0759595844.

Nnoonya omwami ow’emyaka 35-60 nga wa buvunaanyizibwa. Nze nnina emyaka 26. Ndi mutonotono. Kuba 0778417341.

Nze Evelyne. Nnoonya omwami amanyi laavu nga yasomako. Njagala wa myaka 25-40. Nze nnina emyaka 24. Ndi Munyankole. Mbeera mu Kampala. Tusooka kwekebeza musaayi. Kuba 077312 5164.

Nnoonya omwami omulungi, atya Katonda nga wa myaka 40-55. Nze nnina emyaka 38. Kuba 0700168090.

Nnoonya musajja alina empisa, eyasomako, atalina baana ng’atya Katonda. Ndi mweru, muwanvu, nnyirira, mukozi ate nga mpa abasajja ekitiibwa. Njagala omusajja ow’emyaka 25 ne 33. Saagala bayaaye. Nnina kkampuni. Omwetegefu kuba ku ssimu yange 405-436-3415 oba wandiika Gloriatrax09@gmail.com. Tujja kwekebeza omusaayi.

Nnoonya omwami anasobola okuteeka mu kitone kyange eky’okuyimba ssente. Njagala yeevuga. Ndi mukyala aweesa ekitiibwa era myaka 21. Njagala wa myaka 25-37. Kuba 0704649186.

Nze Doreen 20. Nnooya omusajja ow’eddiini yonna, ow’empisa kuba nange nnina empisa n’omukwano. Nja gala omwetegefu okumulaga mu bazadde bange ng’ali wakati w’emyaka 35-45. Saagala apangisa. Sifa ku baana balina. Nze nnina omwana omu. Kuba 0778142131. 0702165275.

Nnoonya omwami Omusiraamu ng’alina ssente nga wa myaka 34-50. Nze Yasmin. Nnina emyaka 30 n’abaana basatu.Ali siriyaasi kuba ku 0756187295.

Njagala omusajja Omusiraamu ate nga musaaze. Njagala wa myaka 30-40. Nze nnina emyaka 28. Saagala Muhamadiya njagala Musalafu. Nze Nusurah N. Kuba 0754333832.


Twagala bali siriyaasi

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ntambi ng'atwalibwa mu kkomera e Luzira.

Sylvia Ntambi owa Equal Opp...

Omulamuzi Pamela Lamunu  owa kkooti ewozesa abalyake n'abakenuzi e Kololo  asindise Muweebwa mu kkomera bwalemeddwa...

Kalenda okuli ebifaananyi bya Yiga

Olumbe lwa Pasita Yiga balu...

Mu lumbe lwa pasita Yiga abatunda eby'okulya, masiki n'abatunda t-shirt okuli ekifaananyi ky'omugenzi bali mu keetalo...

Kaadi y'embaga ya Ramond ne Joy.

Abadde agenda okukuba embag...

Kigambibwa nti omugenzi baamuddusizza mu ddwaaliro Iya IHK abasawo gye bakizuulidde nti omusaayi gubadde gumaze...

Paasita Yiga ng'ali n'abagoberezi be

Ebintu by'azze apanga okufu...

OMU ku baali abakubi b’endongo mu Revival Band yagambye nti, yagyegattako mu 2014 kyokka nga baalina ekizibu ky’okuba...

Pasita Yiga ng’abuulira enjiri.

Engeri Yiga gye yeeyubula o...

AUGUSTINE Yiga ‘Abizzaayo', yazaalibwa mu maka maavu, n'alaba embaawo nnya zokka, tebyamulobera kwetetenkanya kufuuka...