TOP

Tunoonya banatufaako

Added 25th February 2014

Ronald K owe Nansana anoonya omubeezi.



NZE Rehema Nakimuli. Nnina emyaka 40. Njagala omusaja ali wakati w’emyaka 48-55, Omuganda ate nga Musiraamu. Kuba 0789351790.

Nnoonya omwami ow’emyaka 39-48, atali mufumbo tukole amaka. Njagala ali siriyaasi. Nze Nnina emyaka 39. Kuba 0782523828.

Nnoonya omwami ow’emyaka 25-35. Omuyaaye totawana kubanga ndi siriyaasi. Nze Sarah. Ndi mutono, muwanvu, era mweru. Asiimye kuba 0777426355 oba 0758721296.

Nze Subero. Nnina omwana omu n’emyaka 21. Nnoonya omwami nga tabeera mu Uganda tubeere ffenna. Kuba 0776034175 oba 0757354809.

Bwe wabaayo omwami omumalirivu, Omwadiventi, talina siriimu na mukyala, tanywa mwenge, tanywa sigara, mukozi, yasoma, tagenda mu bbaala, yazimba kumpi ne Kampala nga wa myaka 30-45 mmwetaaga. Nze nnazimba. Nnina emyaka 30, nkola era nasoma. Ekyobugagga kye nnina ye Katonda. Nkubira ku 0772602693. Atali Mwadiventi bambi tokuba.

Nnoonya omusajja alina ssente. Nze nnina emyaka 30. Njagala wa myaka 40-60. Omuyaaye towaana. Kuba 0702367482.

Nnoonya omwami ow’emyaka 35-65 nga wa buvunaanyizibwa. Nze Nannyonga. Nnina emyaka 26. Kuba 0774382545.

Nze Maria 25. Nnasomako era ndabika bulungi.Nnoonya omwami ow’emyaka 25-36, ow’obuvunaanyizibwa ate ow’ekitiibwa era ng’ayagala okuzaala, akolera bweru w’eggwanga era nga mwetegefu okunkolera bizinensi. Kuba 0785959659.

Nnoonya omusajja Omusiraamu, alina omulimu ogutegeerekeka, ow’emyaka 35-45, ali ku ARVs nga si mumpi nnyo ate nga talina mukyala. Kuba 0706353220.

Nze Namubiru. Mbeera Bukeerere. Njagala omusajja ow’emyaka 25-30. Kuba 0784838860 oba 0772357623.

Nze Rahmat. Mbeera Maganjo. Nnoonya omwami ow’okufumbirwa, omuntumulamu, ow’eddiini omutetenkanya kubanga nange bwendi. Nnina emyaka 24. Ndi mulemamu mu kugulu naye ndabika bulungi. Kuba 0701208268.

Samsha Nansimbe. Mbeera Gayaza. Nnoonya omusajja ow’eddiini tukole obufumbo. Nnina emyaka 28. Njagala wa myaka 35-50. Omuyaaye totawaana. Kuba 0782429958 oba 0701208269.

Nze Aisha Mulungi. Mbeera wa Mbogo. Nnoonya omwami ow’okufumbirwa, ow’eddiini, omwesigwa anandabirira. Nnina emyaka 28. Njagala wa myaka 30-50. Abiipinga totawaana. Kuba 0785158963.
NNOONYA omukazi ow’emyaka 35-40, alina ku ssente era wa mazima mu mukwano. Ali siriyaasi kuba 0772081690 twogere.

Nnoonya sugammami ew’empisa, omwesigwa, amanyi omukwano era ng’alina ku ssente. Kuba 0730460170 naye omumpi ennyo tokuba.

Nnoonya omukyala amanyi omukwano ng’alina ku ssente mmulage amapenzi. Mbeera Nakasongola. Nze DJ Hassan Kaso. Nnina omulimu. Kuba 0781723681.

Nze Jimmy Katambala. mbeera Kireka. Nnina emyaka 40. Njagala mukazi Omunyarwanda, ow’emyaka 50 ng’akola kuba nange ndi musajja mukozi. Alina ebizibu totawaana. Njagala waakulya naye ssente ate nga naye asobola okunteekamu bwe mba sirina. Kuba 0756870121.

Nze Tom Lukwago. Mbeera Lubaga. Nnina emyaka 27. Ndi muddugavu muwanvu. Nnoonya omukyala ayogera amazima ow’emyaka 25-50 tukole omukwano ogwa namaddala. Kuba 0782193720.

Nze AZ. Nnina emyaka 25. Nnoonya omukyala akuze mu birowoozo nga si muyaaye. Njagala wa myaka 30-40. Sifa ku ggwanga. Njagala alina ku ssente asobola okuzongera ko mu bizinensi yange. Kuba 0777564491.

Nnoonya omukyala ow’okuwasa nga mwetegefu okwekebeza. Sisosola mu ggwanga. Njagala wa myaka 25-18. Nze Micheal Lukwago. Kuba 0788591983.

Nnoonya omukazi alina ku ssente akola, eyeesuza, eyeevuga, ow’emyaka 30-50 ng’amanyi omukwano. Njgala Munyankole, Muganda, oba Musoga. Kuba 0772192590.

Nze Victor 34. Nnina omulimu mulungi ate ndabika burungi.Njagala omukazi ow’emyaka 27-33, omunene naye si nnyo tukole omukwano ogw’ekyama. Kuba 0754913977.

Nze AN. Mbeera mu Kampala.Nnoonya omwami ow’emyaka 29-40 ali ku ARVS. Nze nnina emyaka 29. Atalina mukazi ng’ali siriyaasi kuba 0782812023.

Nze Sam Sserugo. Nnoonya sugammami ow’emyaka 30-40, omunene ng’alina ku ssente kuba nange nnina. Ansimye kuba 0714119816.

Nze Nim Rogers. Njagala omuwala embeerera nga wa myaka 18-20. Kuba 0794243711.

Nnoonya omukyala ow’emyaka 25-30, omulungi, alina ku ssente ng’asobola okuntambuzako ku wiikendi. Kuba 0716908434.

Nnoonya omukyala ow’emyaka 18-23. Nnina emyaka 24. Nasoma ne nfuna ddiguli okuva yunivaasite e Makerere mu 2013. Kuba 0701783706.

Nnoonya omukyala atya Katonda nga wa myaka 23-30. Omuyaaye totawaana. Nze Alfred. Kuba 0700393441.

Nze MK. Mbeera Kawempe. Nnoonya omukyala ow’emyaka 30-35, alina kssente ate ng’alina omulimu. Kuba 0706092042.

Nnoonya omukyala ow’emyaka 18-30. Nze nnina 31. Njagala ali ku ddagala tukole omukwano ogw’ekyama. Ateekwa okuba ng’alabika bulungi, alina ku ssente kubanga nze sirina naye omukwano nnina. Njagala abeera mu Kampala. Ansimye kuba ku 0794174682.

Nnoonya omukyala atya Katonda nga wa myaka 23-30. Omuyaaye totawaana. Nze Alfred. Kuba 0700393441.

Nnoonya sugammami omwesigwa, ow’empisa, si muyaaye ng’alina ku ssente. Kuba 0730460170. Omumpi tokuba.

Nze Johnson. Nnoonya omukyala omusomesa, omusawo, ow’empisa ng’alina eddiini. Nnina emyaka 34. Kuba 0706414611.

Nnina emyaka 29. Njagala omukyala ow’emyaka 35-55, alina obusobozi obunnyamba mu byetaago byange. Nze omukwano ngumanyi ate ndabika bulungi. Ndi muwanvu, mpeesa ekitiibwa ate siri muyaaye. Alina ssente kuba ku 0705823585

Nnoonya omukyala 18-30 tukole omukwano nga gwa kyama. Olina okuba ng’okola ate ng’oli siriyaasi. Kuba 0752314114.

Nze Musoga. Mbeera Iganga. Njagala omukyala ow’emyaka 18-29. Nze nnina emyaka 30. Kuba 07O2447674.

Njagala omuwala Omusiraamu, embeerera, Omuganda ng’ayambala ng’Omusiraamu. Kuba 0772651248 0751651248.

Nnoonya omusajja Omusiraamu ng’alina omulimu ogutegeerekeka, wa myaka 35-45, ali ku ARVs nga si mumpi nnyo ate nga talina mukyala. Kuba 0706353220.

Nze Gad. Nnoonya sugammami ow’emyaka 35-49, alina ennyonta y’omukwano, alina ku ssente, omukozi nga si wa bizibu. Ndi musawo era nkola mu ddwaaliro. Nnina emyaka 27. Ansimye kuba 0700118708.

Ndi Musiraamu 35. Njagala omuwala ow’emyaka 22-25, eyamala S4 oba S6, Omusiraamu nga mulungi. Sifa langi. Siri mugagga. Kuba 0784476856.

Nnoonya omuwala ayagala obufumbo eyakoowa obupangisa, anaasobola okutuula mu bufumbo. Njagala ow’emyaka 18-22. Ateekwa okuba nga yasomako, talina mwana, mulungi, ng’alina ffiga era nga mwetegefu okwekebeza siriimu. Anywa omwenge, omucakaze, omuyaaye, naabo abaakoowa temutawaana kukuba simu. Nze nnina emyaka 27. Ali siriyaasi kuba ekiro kyokka 0392880270.

Nze John Kiggundu. Mbudaabuda abantu mu ddwaaliro lya KCCA erimu. Nnina 32 n’akawuka. Nnoonya omukyala ow’emyaka 24-26, amanyi ku Luzungu ate ng’alina ku ssente tusobole okutambuza obulamu mu bufumbo obw’empeta.Ali siriyaasi kuba 0716272397. Ow’Enkima n’E mmamba temutawaana.

 


Okulabula
KKAMPUNI ya New Vision n’omukutu gwa Bukedde Online tetuvunaanyizibwa ku biyinza kuva mu kufulumya abantu abanoonya wadde ebiyinza okubaawo nga bamaze okufuna abaagalwa. Obuvunaanyizibwa bwaffe bwa kufulumya ebyo ebituweerezeddwa mu mabaluwa, essimu, omukutu gwaffe ogwa 8338 ne e-mail. Kirungi bw’oba ofunye akusiima , omusisinkane n’omuntu omulala yenna gwe weesiga ate mu kifo eky’olukale. Ekirala, bw’oba oweereza obubaka bwonna kozesa ennamba yo ey’essimu sso ssi ya mulala. Gy’oweererezzaako obubaka gye tujja naffe okufulumya.

Tunoonya banatufaako

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omu ku bakadde abasinga ob...

Omu ku bakadde ababadde basinga obukulu mu Uganda afudde!

Nantume ng'akaaba

Nantume atulise n'akaaba bw...

Omuyimbi Moureen Nantume atulise n'akaaba bw'ajjukidde engeri Katonda gye yamuggya mu bwayaaya n'amufuula sereebu...

Kangave ne Deborah nga bamema

Eyali omwogezi wa Poliisi a...

Eyali omwogezi wa poliisi mu bitundu okuli e Luweero ne Masaka, Paul Kangave ayanjuddwa mu bazadde ba mukyalawe...

Katikkiro Charles Peter Mayiga n'omuyimbi Carol Nantongo

Carol Nantongo afe essanyu ...

OMUYIMBI Carlo Nantongo kate afe essanyu Katikkiro Charles Peter Mayiga bwe yamuwaanye nti ayimba ‘ebiriyo'. ...

Nina Roz ne Daddy Andre nga bamema

Nina Roz asekeredde abamuye...

" NG'ENZE ne Andre abalala bali ku byabwe. Okukyala kuwedde kati mulinde kwanjula na mbaga," bwatyo omuyimbi Nina...