TOP

Ndi mwetegefu okulera abaana

Added 11th March 2014

NNOONYA omukyala ali siriyaasi ng’ali ku kyeyo nange ndi ku kyeyo. Wandiika ku email; me mrjoel70@yahoo.com.NNOONYA omukyala ali siriyaasi ng’ali ku kyeyo nange ndi ku kyeyo. Wandiika ku email; me mrjoel70@yahoo.com.

Nze Fred 38. Nnoonya omuwala omweru, ow’emyaka 18-22 annyanjule mu mu bakadde be, mmukolere n’edduuka. Kuba 0781786231.

Nnoonya omukazi alina ssente nga yeevuga twerage omukwano. Nnina emyaka 28. Njagala wa myaka 28-40. Kuba 0755555299.

Nze lV njagala omukyala omulungi, ow’emyaka 18- 23 atazaalangako. Kuba 0758668945.

Nze Emma. Ndi Iganga. Nnina emyaka 24. Nnoonya ow’emyaka 28-40 ananjagala. Sifa ku ssente kasita aba ng’asobola okwerabirira. Kuba 0775029930.

Nze God 35. Njagala omukyala omutonotono ng’alina ffiga, mweru, muwanvu, yasomako tasussa 25 nga wa mpisa. Nze nnina obusobozi mu byonna. Kuba 0772034225 oba 0752370832.

Nnoonya omukazi ow’okuwasa ng’alina siriimu. Njagala Musiraamu, obuvunaanyizibwa ng’alina n’omulimu omulungi.
Kuba 0752124417.

Nze Godfrey Kawuma. Mbeera Manyangwa. Nnoonya mukyala ow’emyaka 25- 35, atya Katonda, alina ku ssente nga yeevuga. Nnina emyaka 35. Kuba 0752039411. Omuyaaye totawaana.

Ndi wa myaka 42. Njagala omukazi omunene, looya musawo oba alina amayinja mu poliisi. Njagala omukwano gwa kyama. Kuba 07140304180 mu ssaawa ez’emisana.

Nze Rashidi. Mbeera Wampeewo. Nnina emyaka 38. Nnoonya omukyala akuze mu birowoozo, atya Katonda alina ssente ne bw’aba nga yeevuga. Kuba 0752178301.

Nnoonya omukyala ali siriyaasi. Njagala Munyankole, Muganda, Musebbeyi oba Omukonjo, ng’amanyi okusoma Oluzungu. Kuba 0784720900

Nsajja

GGWE ani? Nze Raymond Nsajja

Obeera wa? Mbeera Kaleerwe

Ozaalibwa wa? Nzaalibwa Busoga era ndi musoga.

Olina emyaka emeka? Njagala amanyi omukwano.
Olina abaana? Nninayo omu.

Kiki ekyabaawo?
Nnawasaako naye ne tulemagana ne mukazi wange kati mwaka gumu

Kiki ekyamukulemesa? Empisa ze zannema.

Kati oyagala afaanana atya?  Njagala akola, alina empisa omunyirivu, amanyi omukwano nga wa myaka 25-50.

Omutegekedde ki? Birungi byereere era annetaaze kuba 0773312772.

Nze T L. Nnasoma ne mmala S6. Ndi mweru era wa kigero. Njagala sugammami ow’emyaka 35-50. Sifa ku nfaanana ye kasita abeera ng’alina omukwano ne ku ssente. Kuba 0788987790.

Nze nnina emyaka 28. Njagala omukyala omulungi ng’alina empisa, omulimu, nga wa myaka 19-24 omwetegefu okukola
obufumbo, anaawa bazadde bange ekitiibwa ng’atya Katonda. Kuba 0700527740.

Mbeera Kampala. Njagala omukyala amanyi omukwano, abeera mu Kampala, ayagala obufumbo, ali
wakati w’emyaka 18-25, Omusiraamu, akola omulimu omulungi nange nkola era manyi omukwano. Sifa ku ggwanga nze nnina emyaka 27. Ali siriyaasi nkubira ku 0752617701.

Ndi wa myaka 35. Nnina akalwaaliro. Njagala omukazi omusawo, alina omukwano era afaayo ku bye nkola ng’ayagala obufumbo ng’alina emyaka 25-30. Ndi Muteeso. Kuba 0778611096.

Nnoonya omukyala ow’okubeera naye, alina ssente, eyeevuga nga wa myaka 30-40. Anneetaaze kuba 0705168120.

Nze Habibu. Nnina emyaka 30. Mbeera Mutundwe. Nnoonya omukyala ow’emyaka 32-48 tukole omukwano ogw’ekyama.
Ow’ebizibu n’abayaaye temutawaana. Kuba 0756147272.

Nnina emyaka 44. Nnoonya omukyala alina ssente nga wa myaka 44-60. Kuba 0789689076.

Nze M Isaac. Nnina emyaka 26. Ndi mweru era nneekozesa. Njagala omukazi ow’emyaka 20-25, omukkakkamu, atya Katonda. Tujja kwekebeza omusaayi. Kuba 0776179556.

Nnoonya omukazi ow’empisa, omukkakkamu ng’ali wakati w’emyaka 18-26. Nze nnina emyaka 30. Ndi mukkakkamu. Kuba 0703462704.

Nze JB. Nnina emyaka 27. Nnoonya sugammami alina omukwano ogwa ddala. Atali muyaaye kuba 0754949675.

Nze Wahabu Ssembuya. Nnina emyaka 26. Mbeera Gayaza. Nkolera Wandegeya. Nnoonya omubeezi
ow’emyaka 25-35. Owengonge n’Ekibe temutawaana. Kuba 0772765354.

Njagala omuwala ow’emyaka 25 n’okudda waggulu tukole omukwano ogw’ekyama. Nnoonya ananteekamu ssente.
Sifa ku ddiini. Nze Hudson. Nnina emyaka 40. Ali siriyaasi kuba 256793267982.

NJAGALA omwami ow’obuvunaanyizibwa, akola, alabika obulungi, atya Katonda, ali ku ddagala lya ARVS, amanyi laavu, nga wa myaka 32-38. Nze nnina emyaka 26. Omusoga, omuyaaye Owente n’Empologoma temutawaana. Kuba 0753039850.

Nnoonya omwami ow’emyaka 35-60. Nze Zalwango. Nnina emyaka 27. Kuba 0753271870.

Nze Lisa 32. Mbeera mu Kampala. Nnasomako. Nnoonya omwami Omulokole ow’okubeera naye mu bufumbo obw’olubeerera. Njagala ali waggulu w’emyaka 35. Nfunira ku ssimu ;0784322417.

Nze Tracy. Nnoonya omwami atya Katonda ng’asobola okundabirira. Njagala wa myaka 30 n’okudda waggulu nga munene. Kuba 0756604355.

Nze Prossy 30. Nnoonya omusajja ayagala obufumbo, ow’emyaka 35-45 nga Muganda. Owe nnyonyi tojja. Ali siriyaasi kuba 0782184006.

Nze Merida Nabukeera. Mbeera Kireka. Nnoonya musajja alina ku ssente. Kuba 0784838860.

Nze Madina kulabako 26. Nnoonya omusajja ow’emyaka 35-40, Omusiraamu, ali siriyaasi nga mwetegefu okumpasa. Kuba 0750852291.

Nze Jennipher Akandinda. Njagala omusajja omulwadde wa siriimu nga wa myaka 0752478067.

Nze Jossy Kemigisha 33. Mbeera Nabweru. Ndi Mutooro. Nnoonya musajja afaayo, atya Katonda nga mwetegefu okukola obufumbo, omwesimbu ng’amanyi omukwano. Kuba 0712976981.

Nnina emyaka 24. Nnoonya omwami ali wakati w’emyaka 35-45. Njagala nga mwetegefu okwekebeza omusaayi.
Ateekwa okuba nga yazimba, Musiraamu. Nze sizaalangako. Nneddira Mmamba. Omuyaaye totawaana. Buuza Rehema. Ali siriyaasi kuba 0783062129.

Nze Namubiru. Nnina emyaka 36. Nnoonya omusajja alina emyaka 40-50, Musiraamu, alina Iman, alina amaka. Bw’aba ng’alina abaana nga tebasukka basatu. Nze nnina abaana babiri. Njagala omusajja anaasobola okundabirira n’abaana bange. Saagala wa bizibu. Kuba 0754276876.

Nnina emyaka 25. Nnoonya omwami ow’emyaka 30-45 mmuwase. Saagala wa bizibu. Sizaalangako. Nneddira Lugave.
Njagala Musiraamu akuze mu birowoozo. Ali siriyaasi kuba 0705453487.

Nze Daisy. Mbeera Kaleerwe. Nnoonya omusajja ow’emyaka 30-40, Omuganda, Omunyankole, Omukiga, ow’obuvunaanyizibwa nga mwesigwa. Tujja kwekebeza omusaayi. Ali siriyaasi kuba 0751024253.

Nze Hadijah Nantumbwe. Nnoonya omwami ow’okufumbirwa. Nnina emyaka 30 n’abaana basatu. Njagala omwami ow’emyaka 38-50. Mbeera mu kibuga ky’e Kikyusa. Ndi Musiraamu naye sifa ku ddiini wadde eggwanga.
Ali siriyaasi kuba 0779510940.

 

 

Ndi mwetegefu okulera abaana

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Dokita ng'agema omwana polio.

Polio taggwangayo - Dokita

GAVUMENTI erabudde Bannayuganda ku bulwadde bwa polio ne balagirwa obutabugayaalirira bayongere okutwala abaana...

Ababbi kkamera be yakutte nga banyaga edduuka e Bunnamwaya.

Kkamera zikutte ababbi nga ...

ABABBI balumbye edduuka ly’ebizimbisibwa e Bunnamwaya ne banyaga ebintu nga tebamanyi nti kkamera ezaabadde munda...

Abatuuze nga bali mu lukiiko.

Batabukidde omusamize mu lu...

ABATUUZE b’e Jjokolera mu ggombolola y’e Nangabo mu disitulikiti y’e Wakiso balumirizza omusamize okubateega n’abawamba...

Ssaabasumba Lwanga n'omumyuka wa Pulezidenti, Edward Kiwanuka Ssekandi.

Abaserikale musse ekitiibwa...

SSAABASUMBA w’Essaza Ekkulu erya Kampala, Dr. Cyprian Kizito Lwanga asabye abakuumaddembe okuyisa obulungi Bannayuganda...