
Ggwe ani ?
Nze Teopista Namanya.
Obeera wa?
Namuwongo.
Ozaalibwa wa?
Mbale.
Olina emyaka emeka?
Ndi wa myaka 24.
Olina abaana bameka?
Nnina omu.
Ozaalibwa wa?
Mbarara
Oyagala musajja alina bisaanyizo ki?
Njagala musajja ali wakati w’emyaka 30- 40, nga mwetegefu okukola obufumbo, amanyi laavu, afaayo, alina empisa nga mwetegefu okugenda mu bakadde bange, okwekebeza omusaayi n’ebirala. Ateekeddwa okubeera ng’ayagala okuzaala.
Abakwetaaze bakufunye batya?
Ndi ku ssimu
ABANOONYA ABALALA
Njagala omukazi Munyankole, Mutooro, oba Munyarwanda nga wa myaka 17-19, omwetegefu okwekebeza omusaayi. Njagala Mukatoliki. Kuba 0786120295.
Njagala omukyala alina ku ssente ate nga mwetegefu okumpagira mu bye nkola. Nnina emyaka 30. Njakumulaga amapenzi. Kuba 0780709359.
Nze Dan. Njagala omukyala okuva ku myaka 30 n’okugenda waggulu, akola, alabika bulungi era wa mpisa. Kuba 0706012824 tobiipinga.
Nze Prince. Mbeera Mbarara. Njagala sugammami nga yeevuga ng’alina ssente. Omwavu totawaana. Nkubira oba mpeereza obubaka ku 0700104675.
Noonya omuwala ali wakati w’emyaka 18-20, ali siriyaasi, omwetegefu okugenda mu musaayi ate nga si muyaaye. Ndi mwetegefu okukyala mu bakadde. Ndi Mugisu. Kuba 0773429322.
Nze Tom Lukwago. Mbeera Makindye. Nnina emyaka 32. Ndi muwanvu muddugavu era nkola. Njagala omukazi akuze ebirowoozo, alina eddiini okuva ku myaka 30. Kuba 0782193720.
Nze Fred Kalanzi 30. Mbeera Kampala. Ndi musajja muwanvu wa katakketakke. Njagala omukyala alina eddiini n’empisa ng’ali wakati w’emyaka 26-38 twagalane. Kuba 0757725167.
Noonya omusajja omulungi, akuze mu myaka ne mu birowoozo, okuva ku myaka 45 65. Nze nnina emyaka 40. Njagala eyazimba ate nga yeevuga. Kuba 0753297308.
Ndi muvubuka Mufumbira. Nnina emyaka 22. Noonya sugammami alina ku ssente. Anneetaaze kuba 0782779242.
Nze Davil. Mbeera Bulaaya. Nnina emyaka 26. Noonya omukazi atalina kawuka. Kuba 0702982186 oba wandiika ku; waiswad59@yahoo. com.
Njagala omukazi ow’emyaka 35-47 tukole omukwano. Njagala alabika obulungi, omukkakkamu era omugumiikiriza. Owebizibu ebingi totawaana. Mbeera Kawempe.Kuba 0776608127 twogere.
Nze Solomon. Mbeera Mukono. Noonya sugammami alabika obulungi, eyeevuga, akola, owempisa, nga mukkakkamu, amanyi omukwano nga talina nsonyi mu laavu. Kuba 0773444834.
Nze Eddie 30. Njagala omukazi alina ku ssente nga wa myaka 30-40. Kuba 0751507884.
Nze JK. Noonya omukyala ow’empisa, gwe baabuulirira, ali siriyaasi, ali wakati w’emyaka 18-25. Nze nnina emyaka 26. Kuba 0704135236.
Nze Jad Ssennyonga 30. Kubankyeyo. Noonya mukazi amanyi omukwano, omulungi nga nze ate ng’alina ku ssente. Tukole omukwano ogw’ekyama. Tujja twekebeza. Kuba 0776445846.
Nze Ronald. Njagala sugammami ananteekamu kkaasi mulage omukwano. Ali siriyaasi. Kuba 0701305667.
Noonya omukazi tukole omukwano ogw’ekyama. Njagala wa myaka 18-20 nga si muyaaye. Kuba 0706198724. Nze Erick Ndaula. Mbeera Ntebe.