TOP

Njagala atali mwenzi nga Mulokole

Added 5th July 2016

Nnoonya omusajja Omulokole, alina empisa, atya Katonda nga mwetegefu okwekebeza omusaayi ate nga si mwenzi.

 Annet Natukunda

Annet Natukunda

Ggwe ani? Nze Annet Natukunda

Obeera wa? Mbeera Busega

Olina emyaka emeka? Ndi wa myaka 34

Ozaalibwa wa? Nzaalibwa Lyantonde

Olina abaana bameka? Nnina babiri.

Oyagala musajja alina bisaanyizo ki? Omusajja Omulokole, alina empisa, atya Katonda nga mwetegefu okwekebeza omusaayi ate nga si mwenzi.

Abakwetaaze bakufunye batya? Bankubire ku ssimu 0775071511.  

NZE MK Robinah. Njagala omwami akola era nga tali bubi nnyo mu byensimbi kubanga nange ninawoko. Ebisingawo kuba 0704889734.

Nze Mariam. Mbeera Jinja. Nnina emyaka 37ne kkiro 65. Ndi ku ddagala lya ARVS. Njagala omusajja alinga nze nga wa myaka 50-70. Kuba 0775166802.

Nze Mercy. Nina emyaka 27. Noonya omusajja ow’emyaka 35- 55. Kuba 0780633332 twogere ebisingawo.

Noonya omusajja ow’emyaka 35- 50. Kuba 0705818613.

Nnina emyaka 28. Noonya omwami alina akawuka, akola, asobola okubeera nange n’okundabirira ng’olina ewuwo nga wa myaka 30 n’okudda waggulu. Kuba 0755966907.

Nze Irene. Nnina emyaka 22. Noonya omwami ow’okufumbirwa ayagala kuba 0705822971. Nze Jolin. Nnina emyaka 0700716934 twogere.

Nze Sonia. Nnina emyaka 23. Mbeera Kabonera. Noonya omusajja ow’emyaka 30- 45. Kuba 0703404696.

Nnina emyaka 28. Nnoonya omusajja ow’obuvunaanyizibwa, omulungi, omukozi, amanyi omukwano, eyeetaaga omukyala ow’empisa. Njagala ali wakati w’emyaka 28-39, alina ku ssente tukole omukwano ogw’ekyama. Kuba 0779035579.  

ABAAMI;

NNOONYA omukazi ow’emyaka 18-22, Omuganda, omutonotono, nga si muwanvu nnyo nga mukkakkamu. Nneekozesa. Kuba 0702776850.

Nze F.L. Njagala omukyala nga mukkakkamu, si muyaaye, mwesigwa, atya Katonda. Kuba 0751385861. Nze Peter Batibwe. Nnina emyaka 38. Mbeera kumpi ne Kampala era nasoma. Noonya omukyala atasussa myaka 30, munene, muwanvu, eyasomako nga Mulokole. Kuba 0788511237.

Nze Fred Kyagulanyi. Nnina emyaka 32. Ndi muwanvu era muddugavu. Mbeera Lubaga. Njagala omukyala alina empisa n’eddiini nga wa myaka 26-34 twagalane. Kuba 0757725167.

Nze Ronnie. Nnina emyaka 34. Nneetaaga omukazi omulungi, owekitiibwa eyeetaaga laavu. Tujja kugenda ku musaayi. Weereza ku whatsapp ku 0753746755.

Nze Matsiko 25. Ndi Munyankole ate ddereeva. Mbeera Kabwohe/ Sheema. Njagala sugammaami. Kuba 0784860670 oba 0750557466.

Nze Eric. Nina emyaka 33. Noonya omukyala omulungi ddala nga mwetegefu okukola obufumbo nga wa myaka 18-32. Kuba 0706539240.

Nze S Moses. Mbeera Nakasongola. Nina emyaka 25. Njagala omukyala ali wakati w’emyaka 18-22 ali siriyaasi. Kuba 0786629633. Nze Hassan Ntanda. Nina emyaka 26. Noonya omukazi atasussa myaka 26, ow’obuvunaanyizibwa, alina omulimu, nga tusobola okukola ffembi twezimbe. Kuba 0779268622.

Nnoonya sugammami ali wakati w’emyaka 30-60 ng’ayagala omukwano era nina ku ssente entonotono. Nze Swayibu Lukwago. Kuba 0705745870.

Nze Jose. Njagala omuwala ayagala enkulaakulana, anaasobola ekyalo nga wa myaka 17-21. Kuba 0754-860188.

Nnoonya omukyala eyagala omukwano gwokka, atayagala kuzaala, ow’obuvunaanyizibwa, alabika obulungi, okuva ku myaka 25-45. Kuba 0784344939.

Noonya omukyala atya Katonda, alina empisa, omweru ng’ali wakati w’emyaka 22-27. Kuba 0704696487.

Nnina emyaka 30. Noonya sugammami alina ku ssente ng’ayagala omukwano. Kuba 0771475861.

Nze Twaha SS. Noonya omukyala anaasobola okubeera nange. Njagala ow’emyaka 35-42 ng’alina ku ssente. Kuba 0778094676.

Nze Peter. Noonya omukazi omwesigwa nga wa myaka 18-20. Kuba 0789768601.

Nnoonya sugamami alina ku ssente. Ndi muwanvu era mutono. Nnina emyaka 25. Asussa kiromiita emu kuva e Kampala totawaana. Kuba 0756540759.

Nnoonya omuwala nga Musiraamu, mulungi, wa ddiini nga si mwenzi. Kuba 0793886008

Nze Wilson. Nnina emyaka 26. Noonya sugamammi alina akabina akanene, ne ssente. Ndi mwetegefu okumulaga omukwano. Kuba 0757010720.

Nze Dennis Lukwago. Nnina emyaka 30. Ndi muwanvu muddugavu. Njagala omukyala akuze mu birowoozo, atya Katonda ali wakati w’emyaka 28- 43 twagalane. Kuba 0757725167.

Nnoonya sugammami nga teyeeyerusa era ng’osobola okunsigamu ensimbi nsobole okulimisa ttulakita oba okufuna bbomba esika amazzi. Kuba 0776608127.

Nze Lwanga 32. Noonya omukazi ow’okuwasa, alina omulimu kuba nange nkola ate sipangisa. Njagala Mukatoliki ate si wa Mmamba, ow’emyaka 20-30. Ali siriyaasi kuba ku 0704726214.

Nnoonya omukazi owokuwasa nga Mulokole, ow’emyaka 23-28 ng’ali siriyaasi kuba 0755330801.

Nnoonya omukazi ali wakati w’emyaka 18 ne 28, omuwanvu nga mweru. Nze siri bubi mu byensimbi. Nze Isaac. Nnina emyaka 39. Kuba 0772034225.

Nnoonya sugammami owemyaka 30-50 nga yeevuga. Ne bw’aba Omuzungu. Nina emyaka 20. Ayagala kuba 0705020704.

Nze Siraji Hisambo. Mbeera Busia. Nnoonya omukazi owemyaka 25-30. Ayagala kuba 0750181248.

Noonya omukazi alina empisa ate ng’akola nga nze. Njagala Munyankole. Kuba 0785938456.

Nze Abraham 20. Nnoonya sugammami. Kuba 0771985679.

Nze NS 53. Nkola era ndi wa buvunaanyizibwa. Noonya omukazi nga si mumpi, mweru, wa buvunaanyizibwa era ng’akola. Njagala wa myaka 27-35. Weereza obubaka ku 0703925417.

Nze Frank. Nnina emyaka 40. Ndabika bulungi. Noonya omukazi ow’emyaka 35-43, alabika obulungi nga munene tubeere ffenna mu mukwano ogw’ekyama. Weereza obubaka ku 0706267945.

Nze Peter. Nnina emyaka 27. Njagala omukazi omulungi omukkakkamu, amanyi okwagala era nga mwetegefu okufumbirwa. Kuba 0730046889.

Njagala sugammami ow’emyaka 35-55 ng’alina ku ssente. Ali siriyaasi kuba 0783834778 twogere ebisingako.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abakulembeze baloopedde Kis...

ABATUUZE mu Kisenyi n’abasuubuzi abatundira ebyamaguzi ku nguudo balaajanidde dayirekita wa Kampala omuggya Dorothy...

Amasannyalaze gakubye babir...

Entiisa yabuutikidde abatuuze ku kyalo Wantoni mu Mukono Central division, Mukono munisipaali, abasajja babiri...

Loodi Meeya Erias Lukwago ngakyazizza dayirekita wa Kampala omuggya, Dorothy Kisaka

Loodi meeya akyazzizza dayi...

  Ababiri basoose mu kafubo mu ofiisi za Loodi Meeya okumala essaawa bbiri nga bateesa. Lukwago yamwanjulidde...

Gav't etandise okugabira Ba...

GAVUMENTI etandise okugabira Bannakampala masiki eziyamba okutangira ssenyiga omukambwe kyokka abamu ku ba LC abaazikwasiddwa...

Kazinda ng'aleeteddwa mu kkooti

Kazinda ayolekedde okuyimbu...

EYALI omubalirizi omukulu mu ofiisi ya Katikkiro wa Uganda Geoffrey Kazinda ayolekedde okuyimbulwa mu kkomera e...