TOP

Njagala amanyi omukwano ng'abeera Bulaaya

Added 15th July 2016

Oyagala musajja wa kika ki? Okusinga njagala musajja Muzungu oba ng'abeera mu mawanga g'Abazungu, ali wakati w’emyaka 30- 50, amanyi omukwano, nga mwetegefu okwekebeza omusaayi, n’okukyala ewaffe.

Ggwe ani?

Nze Janat Naluga.

Obeera wa?

Gayaza-Kijabijjo

Weddira ki?

Ngabi

Ozaalibwa wa?

Nakwaya ku lw'e Hoima.

Olina emyaka emeka?

Nnina 24

Olina abaana?

Nazaalako era nnina abaana.

Oyagala musajja wa kika ki?

Okusinga njagala musajja Muzungu oba ng'abeera mu mawanga g'Abazungu, ali wakati w’emyaka 30- 50, amanyi omukwano, nga mwetegefu okwekebeza omusaayi, n’okukyala ewaffe.

Abakwetaaze bakufunye batya?

Ndi ku ssimu 0773561374

ABANOONYA ABABEEZI 

NOONYA omukyala ow’okuwasa nga muserikale w’amakomera oba omupoliisi nga wa myaka 26-42. Kuba 0789628989 oba 0702870303.

Nze EYS. Nnina emyaka 28. Noonya omukazi ow’emyaka 29-30 mmulage omukwano. Kuba 0703518625.

Noonya omukyala ow’okuwasa. Njagala alabika obulungi, ow’emyaka 20-26 nga si malaaya. Nze ndi muwanvu, ndabika bulungi, mukozi ate sipangisa.

Nze Jimmy. Kuba 0703468526. Noonya omukyala omukulu, amanyi okulunda ate ng’alina ku ssente. Kuba 0780247290.

Nze Samuel. Noonya mukazi ow’okuwasa ate ng’akola. Kuba 0701677464.

Nze Godfrey. Mbeera Nakasongola. Nnina emyaka 27. Noonya omukyala omumalirivu okufumbirwa. Njagala ali wakati w’emyaka 18-24. Ali siriyaasi kuba 0775165344.

Ndi Musiraamu. Nnina emyaka 21. Nneekozesa. Ndi muwanvu era mutono. Njagala omukyala alina empisa, eddiini, ssente, eyasoma, alabika bulungi, nga wa myaka 20-30. Kuba 0777283498.

Noonya omukazi alina ku ssente. Nze Fred Semakula. Kuba 0705470621.

Nze Jordan K. Mpandiika nnyimba. Nnina emyaka 23. Mbeera Makindye. Noonya sugammami omugagga ng’amanyi omukwano. Kuba 0701541199.

Noonya omuwala alina ag’emugga nga tasuss myaka 25. Nze nnina 30. Neddira Lugave. Mbeera Matugga.

Ali siriyaasi kuba 0755309108 oba 0783403790. Noonya omukazi nga wa kyama nga mwetegefu okwekebeza omusaayi.

Nze omukwano nnina mungi. Kuba 0774951012.

Nze MA. Noonya omukazi nga wa mpisa. Kuba 0706110220 twogere ebisingawo.

Nze Joseph. Noonya omukyala alina ssente nga yeetaaga mukwano gwokka. Nnina emyaka 33. Njagala atasussa myaka 45. Kuba 0706612230.

Nze Joel Kavuma. Nnina emyaka 30. Mbeera Mengo. Ndi muwanvu era wa katakketakke. Njagala omukyala alina empisa, eddiini nga wa myaka 26-35. Kuba 0757725167.

Noonya omukazi ow’emyaka 30. Nze ndi wa 40. Nze Posiano Mukasa. Kuba 0754820968. Noonya sugammami nga wa kyama.

Njagala alina ku ssente nga mulwadde, munene ng’alabika bulungi. Kuba 0776741081.

Nze Eddie. Ndi Mulwadde. Nnina emyaka 29, naakamala okusoma era ndabika bulungi. Noonya sugammami ow’ekyama, omunene, omulwadde nga mulungi. Kuba 0701313396.

Nze Lukyamuzi. Mbeera Mityana. Nnina emyaka 23. Noonya omukazi Omunyankole, Omuganda, Omukatuliki, amanyi omukwano era nga yasomako. Kuba 0759766536.

Noonya sugammami nga tali bubi kuba nange siri bubi. Njagala anampummuza. Nze ndi musuubuzi ate mulunzi. Ali siriyaasi kuba 0773927535.

Nze Gerald Mawanda. Nnina emyaka 33. Mbeera Makindye era nkola. Ndi muwanvu era muddugavu. Njagala omukyala atya Katonda, alina empisa. Kuba 0782193720.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ebiragiro by'akakiiko k'ama...

EBIRAGIRO by'akakiiko k'amasaza bitemyemu abaddukanya ttiimu ezenjawulo ng'abamu babiwagira ,ate ng'abalala bawera...

Aba akeedi bawanjagidde Gav...

ABAKULEMBEZE ba KACITA balabudde nti bavudde ku nkola y'akakiiko akassibwaawo okulambula akeedi mu Kampala okukakasa...

Dr. Emmanuel Diini Kisembo eyaloopa omusango gw'ebyokulonda

Omusango ogwawaabirwa akaki...

KKOOTI enkulu etuula ku Kizimbe kya Twed Towers mu Kampala etandise okuwulira omusango ogwawaabirwa akakiiko k'ebyokulonda...

Omubaka Kato ekyenda bakizz...

OMUBAKA Kato Lubwama owa Lubaga South asulirira kusiibulwa oluvanyuma lw’ekyenda ekibadde kikuumirwa ebweru w’olubuto...

Kajoba azzeemu okukwatagana...

Ku wiikendi Vipers SC yawadde omutendesi Kiwanuka endagaano ya myaka ebiri okumyuka omutendesi Fred Kajoba ng’ono...