TOP

Omutamiivu totawaana kunkubira

Added 1st February 2017

Biki by’oyagala omusajja aba akusiimye okuba nabyo? Alina okubeera omwetegefu okugenda mu bakadde bange, okwekebeza omusaayi, atya Katonda, nga tanywa mwenge wadde ssigala. Njagala ali wakati w’emyaka 30 - 50.

Ng’onyumidde mu kalangi ka bbulu!

Weebale kusiima.

Ani akuteekamu ssente?

Mukwano taliiyo okuggyako nze kennyini.

Ky’ogamba tolina musajja akuyamba?

Sirina era nnoonya.

Ky’ogamba tebakulabawo?

Bandabawo naye bye njagala abasinga tebabirina.

Biki by’oyagala omusajja aba akusiimye okuba nabyo?

Alina okubeera omwetegefu okugenda mu bakadde bange, okwekebeza omusaayi, atya Katonda, nga tanywa mwenge wadde ssigala. Njagala ali wakati w’emyaka 30 - 50.

Ate gwe olina emyaka emeka?

Nnina 33.

Ye ggwe ani?

Nze Merabu Kwalisiima.

Olina abaana bameka?

Nnina abaana babiri.

Akusiimye akufuna atya?

Ndi ku ssimu 0706511571.

ABANOONYA ABABEEZI ABALALA

Nze Gloria, nnoonya omwami akuze mu myaka n’ebirowoozo ng’alina emyaka 50 n’okudda waggulu. Ayagala kuba 0756646646
 
Nnoonya omusajja owekyama wakati w’emyaka 35 -40 ng’afaayo. Alina obusobozi ng’alabika bulungi nkubira ku ssimu 0757976292.
 
Nze nnina emyaka 28, ndabika bulungi ate mbeera kumpi ne Kampala. Osobola n’okumpeereza obubaka ku ssimu eyo waggulu. Nnoonya omwami omulungi alina empisa. Kuba. 0759172061.
 
Nze Linet nnina emyaka 27. Nnoonya omwami owookufumbirwa. Anjagadde kuba 0759669397.
 
Nze Melisha nnina emyaka 25. Nnoonya omwami ow’ekyama. Ayagala kuba 0789046476.
 
Nze Hadijah nnoonya omwami ali siriyaasi. Kuba 0756972761.
 
NNOONYA omwami nga waabuvunaanyizibwa ate ng’ali siriyaasi. Njagala ali wakati w’emyaka 40 - 50. Nze nnina emyaka 35. Kuba 0703327053.
 
Nze Christine, nnina emyaka 26. Nnoonya omwami ali siriyaasi. Kuba O752329745.
 
Nze Sumayah, nnoonya omwami ow’ekyama. Asiimye kuba 0757345458.
 
Nze Hanifa, nnina emyaka 29, nnoonya omwami okuva ku myaka 30 n’okudda waggulu ng’atya Katonda. Kuba 0757651872.
 
Nze Nambi nnina emyaka 25. Nnoonya omusajja ali wakati w’emyaka 35 - 50. Kuba 0780633332.
 
Nnoonya omwami alina emyaka 42 - 46 ali ku ddagala erya ARVS ate ng’alina omulimu. Ow’ekima n’Omusu temutawaana. Ndi ku ssimu 0755766666.
 
Nze Ritah nnina emyaka 40. Njagala omwami ow’empisa atali muyaaye anaawa bazadde bange ekitiibwa kuba nange nja kuwa ababe ekitiibwa. Eky’omusaayi tokyerabira. Njagala okuva ku myaka 40 okudda waggulu. Kuba 0759782513 wabula omufeere totawaana.
 
Nze Zayinabu Nakku 29, mbeera Bwaise, neddira Fumbe, ndi musuubuzi. Nazaalako, nzaalibwa Ssingo Mityana. Nnoonya musajja Musiraamu okuva ku myaka 33 - 40 ng’ali ku ddagala lya ARVS, alina kye yeekoledde kuba nange siri bubi ate ng’alabika bulungi.Kuba ssimu 0757026973.
 
Nnoonya omwami nga wamyaka 32-65 nga mukakamu,wampisa, ng’alina eddiini. Nze Nakibuuka, nnina emyaka 27, ndi mutonotono wakatakketakke. Asiimye kuba 0700297623.
 
Nze Grace 26, nnoonya omwami ali wakati w’emyaka 35-50. Asiimye kuba 0753455556.
 
Nnoonya omwami wakati w’emyaka 35 - 45. Nze nnina 33. Njagala alina obuvunaanyizibwa ate ng’afaayo. Kuba 0704560252.
 
Nze Jackie 24, nnoonya mwami ali wakati w’emyaka 34 - 54 tukole omukwano ogw’ekyama. Kuba 0756957160.
 
Nze Maria emyaka 24 nnoonya omusajja wakati w’emyaka 35 - 50. Kuba 0757020729.
 
 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omuzannyi wa Villa (ku kkono) n'owa Busoga United nga bagoba omupiira mu gwa liigi ogusembyeyo. Baagwa maliri, 1-1.

VILLA ETUNUZZA OMUDUMU MU UPDF

Leero (Lwamukaaga) mu Liigi (10:00); SC Villa - UPDF, Bombo Onduparaka - Vipers, Arua KCCA - Kitara, Lugogo Bright...

Cheptegei ng'ajaganya.

Likodi za Cheptegei zimweyi...

ENJOGERA egamba nti ‘Katonda nga yaakuwadde, n'ennume ezaala' etuukira bulungi ku muddusi Joshua Cheptegei. Ye...

Ivana Ashaba (mu maaso), owa Hippos ng'alemesa owa Burkina Faso okutuuka ku mupiira.

Hippos eyiseemu kavvu

ENKAMBI ya ttiimu y’eggwanga ey’abatasussa myaka 20 (Hippos), yeeyongeddemu ebbugumu, FUFA bwe baawadde doola 80,000...

Ttakisi mu paaka enkadde.

'Bbeeyi y'entambula esusse'

ABABAKA ba palamenti bennyamivu olw’ebisale by’entambula ebyeyongera okulinnya buli lukya ekinyigiriza abasaabaze....

Fr. Kabagira ne Fr. Mubiru nga baganzika ekimuli ku ntaana ya Ssaabasumba Joseph Kiwanuka mu Eklezia e Lubaga.

Bajjukidde Ssaabasumba Kiwa...

ABAKKIRIZA bajjukidde Ssaabasumba Joseph Nakabaale Kiwanuka eyafa nga February 22, 1966 n’aziikibwa mu Eklezia...