TOP

Nnoonya anannyambako mu bizinensi

Added 22nd March 2017

Njagala musajja alina ku ssente ezisobola okutubezaawo, atalina mukazi asobola okunyambako mu bizinensi yange ey’okutunga engoye myaka 20 ne 30 nga mwetegefu okugenda ewaffe ne mu bakadde bange nga ssi muyaaye.

WEEBALE kwaka.

Weebale kusiima

Bw’ompa ku bikunyiriza

Sirina nnyo kye nkozesa okuggyako okunywa amata, okulya enva endiirwa n’ebirala.

Mpozzi ggwe ani?

Nze Aida Kyarisiima.

Olina emyaka emeka?

Ndi wa myaka 21.

Obeera wa?

Katikamu.

Ozaalibwa wa?

Ntungamu.

Okola mulimu ki?

Ntunga ngoye.

Olina abaana bameka?

Nnina omu.

Ate taata w’omwana?

Twayawukana emyaka 6 egiyise.

Kati oyagala musajja atya?

Njagala musajja alina ku ssente ezisobola okutubezaawo, atalina mukazi asobola okunyambako mu bizinensi yange ey’okutunga engoye myaka 20 ne 30 nga mwetegefu okugenda ewaffe ne mu bakadde bange nga ssi muyaaye.

Bakufunye batya?

Ssimu 0751123585.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omusumba Kisitu.

Omusumba w'Abasodookisi any...

Mu bantu abatenda ssennyiga omukambwe mwe muli Omusumba w'Abasodookisi Silvestros Kisitu atwala kitundu ky'e Gulu...

Eddwaaliro lya Mukono ng’abalwadde balindiridde obujjanjabi.

Omujjuzo mu ddwaaliro e Muk...

Abalwadde n’abajjanjabi mu ddwaaliro e Mukono beeraliikirivu olw’omujjuzo oguyitiridde gwe bagamba nti gwandibaleetera...

Katikkiro Mayiga ng'alonda e Lweza.

Katikkiro Mayiga annyonnyod...

KATIKKIRO wa Buganda, Charles Peter Mayiga agambye nti ennonda abantu ba Buganda gye baalonzeemu mu kalulu k'Obwapulezidenti...

William Musisi addukidde mu kkooti.

Owa NUP e Nakaseke bamukees...

MUNNAKIBIINA kya NUP Wiliam Musisi addukidde mu kkooti okusazaamu obuwanguzi bwa munnakibiina kya NRM, Koomu Ignatius...

Biden ng’alayira ate mukyala we Jil y’akutte Babiyibuli ewezezza emyaka 127.

Okulayiza Pulezidenti wa Am...

PULEZIDENTI Joe Biden alayidde n'aggyawo amateeka mangi abadde Pulezidenti, Donald Trump ge yateekawo mu myaka...