TOP

Njagala omusajja alina ke yeekoledde

Added 6th June 2017

ηηenda kumukuuma nga musanyufu ekiseera kyonna ng’omukyala eyatuuzibwa.

Weebale kwaka.
Weebale kusiima
 
Ani akuteekamu ssente?
Mukwano simulina.
 
Ggwe wenna
Mukwano omutuufu akyambuze.
 
Mpozzi ggwe ani? Nze Grace Nalukenge
 
Obeera wa?
Gayaza
 
Olina emyaka emeka?
Ndi wa myaka 25.
 
Omusajja omutuufu alina kubeera atya?
Amanyi omukwano omujjuvu, afaayo, ow’emyaka 35-50, ow’empisa, alina ke yeekoledde ate ng’ali ku ddagala lya ARVS.
 
Biki by’aba akusuubiramu?
ηηenda kumukuuma nga musanyufu ekiseera kyonna ng’omukyala eyatuuzibwa.
 
Bakufunye batya?
Ndi ku ssimu 0770517894.

Abakyala

NZE Sefina Babirye 24. Mbeera Kayunga. Neddira Lugave. Nnina omwana omu. Njagala omwami nga tasussa baana bassatu, ow’emyaka 25 ne 35, ow’empisa, amanyi omukwano nga mwetegefu okwekebeza omusaayi.Kuba 0751408555.

Nze Diana Ngabire, 25. Mbeera Munyonyo. Nnoonya omusajja asobola okumpasa ow’eggwanga lyonna. Njagala mukozi ate nga mwetegefu okundaga ewaabwe. Asobola nkubira ku 0753474692.

Nze Sarah. Mbeera Jinja- Mafubira. Nnina emyaka 38. Njagala omusajja ow’emyaka 55- 70, alina omulimu nga wa mpisa. Kuba 0775608709.

Nze Betty. Mbeera Jinja. Nnina emyaka 42. Njagala omusajja ow’emyaka 50- 75, alina omulimu era nga mwetegefu okunjagala nange mwagale. Nnina omulimu. Kuba 0775333194.

Nze Shakira 24. Nnoonya mwami ow’emyaka 35- 50 tukole omukwano ogw’ekyama. Kuba 0700204933.

Nze Rose. Nnina emyaka 22. Nnoonya omwami ali wakati w’emyaka 30-45. Ansiimye kuba 0756957160.

Nze Nantume. Nnina emyaka 28. Nnoonya omwami. Kuba 0756637053.

Nze Sheena. Nnina emyaka 27. Nnoonya omwami owekyama. Kuba 0777659594.

Nze Scovia. Nnina emyaka 24. Nnoonya omwami anampasa. Ayagala kuba 0704900693.

Nze Phiona. Nnina emyaka 27. Nnoonya omwami ow’emyaka 26-55. Kuba 0706520516.

Nnonya omusajja atasussa myaka 48. Nze nnina emyaka 43. Kuba

0785757962.

Nze Vicky 42. Nnoonya omwami anampasa, akola, omuntumulamu ennyo, atya Katonda nga wa myaka 48-60. Omuyaaye n’ayagala okumuteekamu ssente totawaana. Kuba 0778629313.

Nnoonya omwami omukkakkamu, ow’empisa nga mukulu mu birowoozo. Nze nnina emyaka 27. Ndi mutonotono. Kuba 0700297623.

Nnoonya omwami Omusiraamu Omuganda, Omusoga oba Omugwere nga wa myaka 20- 27. Ali siriyaasi kuba 0752245388.

Nze Sharon. Mbeera Nansana. Nnoonya sugaddadi nga yeekakasa teekamu nange nkulage laavu. Njagala ow’emyaka 30- 40. Nze nnina 23. Kuba 0755826793. 

 

Nnoonya atazaalangako

Amannya go ggwe ani?

Nze Herbert Kamukama (waggulu)

Olina emyaka emeka ?

Nnina 29

Okola mulimu ki ?

Ndi musuubuzi wa ngoye z’abasajja

mu katale e Nakawa.

Obeera wa?

Mbeera Kiganda Kasokoso.

Lwaki osazeewo okunoonya?

Nkooye empewo y’ekiro.

Onoonya mukyala atya?

Njagala omukyala nga Munyankole oba Muganda, ali wakti w’emyaka 20- 25 nga tazaalangako. Njagala mweru, Mukatoliki nga mwetegefu okunfumbirwa naye tusookera mu kwekebeza musaayi.

Abakwetaaze bakufuna batya?

Bankubire ku 0706438442.

 

ABASAJJA

NZE Jackson Osillo 55. Mbeera Mengo. Nkolera mu katale ka St. Balikuddembe. Banzaala Tororo.Ndi Mulokole. Nnoonya omukyala omwetegefu okukola obufumbo, ow’emyaka 28-35 ng’atya Katonda. Sifuddeyo ku ggwanga. Njagala omwetegefu okwekebeza omusaayi. Kubassimu 0775934368.

Nze MM. Njagala omukyala ow’okuwasa nga wa myaka 25-35. Ndi mwetegefu okumufunira ekyokukola. Mbeera Mubende. Alina okuba ng’ali ku ARVS. Kuba 0758160040.

Nze Haruna Kateregga. Mbeera Ntebe. Nnoonya omuwala nga Musiraamu ng’alina eddiini. Tulina okwekebeza omusaayi. Kuba 0752296579.

Nze Hamuzah Kayiwa 30. Mbeera Busaabala ate sipangisa. Nnoonya Hajati asobola akusaala nga simulagidde. Njagala mweru, alina akabina, ow’emwaka 18-35 nga mwetegefu okwekebeza omusaayi. Njagala atazaalangako ate nga si wa bizibu. Kuba 0755002390.

Nnoonya omukazi ow’ekyama, atasussa myaka 40. Nze nnina emyaka 25. Mbeera KampaIa. AIi siriyaasi kuba 0702335907.

Nze Hakilam. Nnoonya sugammami nga yeesobola. Nnina emyaka 25. Njagala ananteekamu kkaasi nangulira ne ku mmotoka. Kuba 0751397096.

Nze HK. Mbeera Makindye. Nnoonya omukyala omulungi kubanga nange ndabika bulungi. Njagala alinawo kubanga nange siri bubi. Ali siriyaasi kuba 0703123033.

Nze SS. Nnina emyaka 32. Nvuga mmotoka. Njagala omuwala ow’okuwasa nga mulungi. Njagala wa myaka 20-28. Kuba 0770533660.

Nnoonya omukyala ow’emyaka 18-24 nga tazaalangako. Nze nnina emyaka 30. Njagala atali muyaaye. Kuba 0705702954.

Nze Rhinex. Mbeera Ntebe. Nnoonya omukyala ow’emyaka 18-40, alina ennyonta y’omukwano. Ali ku ddagala totawaana. Kuba 0700930865.

Nnoonya omukyala alinawo kubanga nange nkola era nnina ewange. Sinoonya ssente za mukazi wabula omukwano. Njagala mwesimbu nga wa myaka 35- 48. Nze nnina emyaka 52. Kuba ku 0787485493.

Nze Jimmy, mbeera Bujuuko- Mityana. Nnoonya omukazi ow’emyaka 30- 45 nga mwetegefu okunjagala kuba nange laavu ngirina. Kuba ku 0705060494.

Nnoonya omukazi omulungi, akwata empola ng’ayagala bufumbo si byanfuna. Nnina emyaka 22. Njagala wa myaka 20- 25 nga tazaalangako. Kuba 0750305942.

Nnoonya omukyala omuwanvu nga mwetegefu okunfumbirwa. Kuba 0750938006. Mbeera Namasuba.

Nze Danie. Nnina emyaka 26. nnoonya omuwala nga wa myaka 19-25, omulungi ng’amanyi omukwano. Njagala nga bamuzaala mu Munyankore oba Mutooro. Nkubira oba weereza 0785276026.

Nze Kaggwa R 24. Nnoonya omuwala ali wakati w’emyaka 18-21, omulungi kuba kuba nange ndabika bulungi. Kuba 0754509957.

Nze Vincent 27. Mbeera Kampala. Neddira Ngabi. Njagala omukazi ng’alina ku ssente, ow’emyaka 35-40 ng’akola. Ali siriyaasi kuba 0787595142 twogere.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ssaabasumba Lwanga (owookubiri ku ddyo) n'abakulu abalala mu Klezia nga baziika Fr. Lumanyika e Lubaga.

Bannayuganda mukolerere emi...

SSAABASUMBA w'Essaza ekkulu erya Kampala, Dr. Cyprian Kizito Lwanga asabye Bannayuganda okukolerera emirembe n’awa...

Balooya ba Ssewanyana nga balina bye bamwebuuzaako.

Omubaka Ssewanyana ne banne...

Omubaka wa Makindye West, Allan Ssewanyana eyasindikibwa mu kkomera e Kitalya wiiki ewedde n'abawagizi be  kyaddaaki...

Nabbi Omukazi ayagala ABS ...

MARGIE Kayima (Nabbi Omukazi) ayagala aba ABS TV bamusasule obukadde 700 lwa kukozesa eddoboozi lye mu kalango...

Mugagga ng'alaga ezimu ku nte eziri ku ffaamu ye.

ETTAKA ERIRIMU AMAZZI G'ENS...

MAUREEN Mugagga agamba nti yafuna ettaka okuli ensulo z'amazzi agakulukuta agafuuse ensulo y'obugagga kubanga gamusobozesa...

Minisita w'ebyenguudo Gen. Katumba Wamala ng'atongoza ebyuma ebikola enguudo e Masaka.

'Alina pulaani ku nguudo gw...

OKWETEGEKERA akalulu ka 2021, Vision Group etwala ne Bukedde ekoze okunoonyereza n'ezuula ebizibu ebiruma abantu...