TOP

Njagala yazimba

Added 18th July 2017

Njagala omusajja ali wakati w’emyaka 45-50, alina empisa, eyazimba, nga mwetegefu okwekebeza omusaayi n’okumwanjula mu bakadde

 Nakamya

Nakamya

Amannya ggwe ani?

Nze Omulongo Nakamya Nalubega.

Weddira ki?

Ngabi

Obeera wa?

Kakunyo Villa Maria Masaka

Olina emyaka emeka?

Ndi wa myaka 37.

Olina abaana bameka?

Nazaalako.

Okola mulimu ki?

Ndi mulimi ate mulunzi

Oyagala musajja afaanana atya?

Njagala omusajja ali wakati w’emyaka 45-50, alina empisa, eyazimba, nga mwetegefu okwekebeza omusaayi n’okumwanjula mu bakadde 

Bakufunye batya?

Ndi ku ssimu 0756874523.  

NZE Peter Muyomba 29. Mbeera Bweyogerere. Neddira Nyonyi. Ndi ddereeva, sizaalangako. Nnoonya omukyala ali ku ddagala lya ARVS, Alabika obulungi, alina empisa, afaayo, atya Katonda. Kuba 0790817853. 

Nze Hassan Nsubuga, mbeera Kampala. Nnina emyaka 28. Njagala omukazi ow’emyaka 35-40 mmulage omukwano. Njagala mugagga. Ayagala kuba 0703353592.

Nze Rashid 32. Nnina abaana babiri. Njagala omukyala Omusiraamu, eyasomako, omulungi, omukkakkamu ng’akola kuba nange nkola. Ankubile ku 0790755288.

Nze Mulindwa A. Mbeera mengo. njagala omukyala atya katonda, ow’emyaka 35-45 twagalane. eggwanga n’eddiini si nsoga. Kuba 0757725167 twogere.

Nze Eric Musoke. Nnina emyaka 38. Nkola era nazimba. Nnoonya omuwala atasussa myaka 30, omuwanvu nga yasomako.Tuteekwa okwekebeza siriimu. Kuba 0701886452.

Nze Mukasa. Nnina emyaka 35. Nkola era nazimba. Njagala omukyala gwe naakuba embaga. Njagala atya Katonda, akola, akuze mu birowoozo, atali muyaaye, amanyi ky’ayagala, ng’ali wakati w’emyaka 25-45. Kuba 0757010422.

Nze Ronald. Mbeera Ntinda. Nnina emyaka 33. Ndi muddugavu, muwanvu era nazaalako. Njagala omukyala akuze ku birowoozo, atya Katonda, ow’emyaka 25-32 tukole obufumbo. Omuyaaye totawaana. Anjagala kuba 0704256046 twogere ebisingawo.

 

Kiki mwana mulenzi?
Ndi bulungi mpozzi ggwe.
 
Weebale kunyirira.
Saala zammwe
 
Mpozzi ggwe ani?
Nze Micheal Ssekadde
 
Obeera wa?
Mbeera Bombo.
 
Olina emyaka emeka?
Ndi wa myaka 29.
 
Okola mulimu ki?
Ndi Makanika.
 
Abakola omulimu ogwo tebatera kulabika nga ggwe.
Omulimu gwange nguwa ekitiibwa ate buli muntu yatondebwa bubwe.
 
Oyagala mukazi afaanana atya?
Njagala mukazi muyonjo, Mukulisitaayo oba Mulokole, eyasomako, alina empisa, atya Katonda wabula olina okujja ng’okimanyi bulungi
nti saagala kungattika.
 
Abakwetaaze bakufunye batya?
Banfunire ku ssimu 0784415711.

Nze Jimmy 26. Njagala omukyala ow’emyaka 21-30, nga mwetegefu okukola omukwano omutuufu. Nkubira Ku 0778795017.

Nnina emyaka 20. Njagala sugammami. Kuba 0755123196.

Nnoonya omukyala ng’ali ku ARVS, alina ku ssente, eyeesobola, ow’emyaka 26-45. kuba 0793088056.

Nnoonya omukyala ali wakati w’emyaka 28-40, alinawo ku ssente. Nze Kinsambwe Ssuubi. Kuba 0758089138.

Nze Robert, njagala omukyala Omulokole, ow’emyaka 27-32. Kuba 0759446624.

Nnonya omukyala ali ku ddagala lya ARVS, ow’emyaka 30-60. Njagala alina ewuwe kubanga nnina abaana abakulu saagala kumutawaanya. Njagala akola asobola okunfunira eky’okukola. Nnina emyaka 46. Kuba 0790966899.

Nnoonya omukyala ali ku ARVS, owemyaka 25-50, omwetegefu okunjagala nange mwagale. Alina okuba ng’akola kubanga nange nkola. Ansiimye kuba 0704906337.

Nnoonya omukyala ow’emyaka 27- 38 tukole omukwano. Njagala akola ng’asobola okuzaalayo ku mwana. Ebisingawo kuba 0776608127. Nze Robert.Tobiipinga, n’owaawasi naawe tokuba. Owolugave ,ow’Embogo temutawaana. Tujja kwekebeza omusaayi. 

Nnoonya omukazi alina ku ssente ng’ananteekamu ssente. Nja kumulaga omukwano. Nnina emyaka 27. Mbeera Luweero. njagala alina emyaka 30 n’okweyongerayo. Kuba 0790014700.

Nze PK . Nnoonya omuwala omulungi nga tasussa myaka 20. Nkubira ku 0705056435.

Nze William. Nnina emyaka 23. Mbeera Kabowa. Nnoonya omukazi omukulu mu birowoozo nga wa myaka 29-46. Ansiimye kuba 0704170243 twogere.

Nze Mukasa. Nnina emyaka 35. Nkola era sipangisa. Njagala omukyala gwe naakuba embaga, atya Katonda, akola, akuze mu birowoozo, atali muyaaye, amanyi ky’ayagala, ali wakati w’emyaka 25-45. Alina ebyo kuba 0757010422.

Nze Lawrence, nnina emyaka 27. Nnoonya omukyala ayagala obufumbo, atasussa myaka 24. Njagala Munyarwanda oba Muhima. Kuba 0754454789.

Nze Jackson Osillo 55. Mbeera Mengo. Nkolera mu katale ka St. Balikuddembe. Banzaala Tororo. Ndi mulokole. Nnoonya omukyala omwetegefu okukola obufumbo, ow’emyaka 28-35 ng’atya Katonda. Sifuddeyo ku ggwanga. Njagala omwetegefu okwekebeza omusaayi. Kuba ssimu 0775934368.

Nze MM. Njagala omukyala ow’okuwasa nga wa myaka 25-35. Ndi mwetegefu okumufunira ekyokukola. Mbeera Mubende. Alina okuba ng’ali ku ARVs. Kuba 0758160040.

Nnoonya omukyala. Nnina emyaka 44. Mbeera mu Kampala. Nkubirako 0783434311.

Nnoonya omukyala ow’okuwasa nga yasomako, asobola okukola bizinensi. Nsinga kwagala musomesa oba musawo nga tazaalangako. Anjagala akube 0701473861oba 0701641616.

 Amannya ggwe ani?

Nze Derrick Angume. (waggulu)

Olina emyaka emeka?

Nnina 23.

Obeera wa?

Ntinda.

Okola mulimu ki?

Ndi mubazzi, era nkolera Lugogo.

Lwaki osazeewo okunoonya?

Njagala kufuna mukazi anzaalira mwana ate nga nja kubeera naye

mulage ne bazadde bange.

Oyagala mukazi afaanana atya?

Alina okuba nga tasussa myaka 20, atazaalangako, omutonotono

naye Omusoga, Omunyarwanda n'Omunyakole temutawaana.

Alina okubeera nga mwetegefu okundaga abantu be nange mutwale ewaffe naye alina okuba nga si muyaaye.

Abakwetaaze bakufuna batya?

Bankubire ku nnamba m0777563513.

ABAKYALA

NZE Harriet Nakazibwe. Mbeera mu Kampala. Neddira Nyonyi. Ndi musomesa omutendeke, nazaalako era nnina emyaka 27. Nnoonya omwami alina omulimu ogw’obuvunaanyizibwa, ow’emyaka 30-35 nga mwetegefu okugenda mu bakadde bange era ng’afaayo. Kuba 0758266281

Nze Phionah 29. Nkolera Kenya mu kkampuni ekola ssukaali. Nnina abaana babiri. Ndi Munyankole. Nzaalibwa Mbarara. Nnoonya omwami ow’emyaka 30- 40, akuze mu birowoozo, ow’obuvunaanyizibwa gwenaatwala mu bakadde bange nga ssi muyaaye. Ateekeddwa okuba ng’ali ku ddagala lya ARVS. Kuba ssimu 0701403485.

Nze Jane. Nnina emyaka 32. mbeera Jinja. Nnina edduuka ly’engoye era nakula bulungi. Noonya omusajja ali siriyaasi ow’emyaka 40- 50. Kuba 0706699005 oba 077838085.

Nze Sheena. Nnina emyaka 27. Nnoonya omwami ow’obuvunaanyizibwa. ansimye kuba 0757345458.

Nze Nakato 26. Nnoonya omwami ow’emyaka 36- 58 nga wa kyama. Kuba 0705863986.

Nze Gorreti 26, nnoonya omwami ow’emyaka 35-60 tukole omukwano ogw’ekyama. Kuba 0705818613.

Nnoonya omusajja Omulokole ng’ali wakati w’emyaka 35 ne 40. Ndi mutono mumpi. Nze Mariam 0702810668.

Nnoonya omwami nga wa myaka 32-70, muntumulamu era ng’alina obusobozi obundabirira. Nze Sarah. Nnina emyaka 27. Ndi mutonotono era ndi wakatakketakke. Kuba 0700297623.

Nnoonya omwami nga wa myaka 35-50. Nze Zaina. Nnina emyaka 27. Ansiimye kuba 0782189926 twogere ebisingawo.

Nze Juliet, nnina emyaka 23. Nnoonya omwami ali wakati w’emyaka 30-50. Kuba 0754273505.

Nze Sylivia, nnoonya omwami ow’ekyama. Ayagala kuba 0704510799.

Nze Irene. Nnina emyaka 24. Nnoonya omwami ow’okufumbirwa. Ayagala kuba 0700375141.

Nze Shadia, nnina emwaka 26. Nnoonya omwami ow’ekyama. Ayagala kuba 0759669397.

Nze Brenda 26. Nnoonya omwami ow’emyaka 35-50. Kuba 0703037998.

Nze Jalia 25. Nnoonya omwami ow’emyaka 35-50 tukole omukwano ogw’ekyama Kuba 0705787051.

Nnoonya omwami omukkakamu, atya Katonda ananyanjula ewaffe ng’alina empisa. Kuba 0706801091.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abaana nga bagumbye ku

Bakubye ssengaabwe mu mbuga...

ABAANA batutte ssengabwe mu kakiiko k'eggombolola y'e Kyazanga nga bamulumiriza okubawuddiisa ne yezibika obukadde...

Komakech n'ebizibiti bye ku poliisi y'e Kawanda.

Abadde yakayimbulwa e Luzir...

Komakech ategeezezza nga bwabadde agenda okufa enjala nga yali asiiga njala z’abakazi wabula okuva bwe bayimiriza...

Testing video to see if it ...

aojdjadjdadojajdndn

Omusajja yansuulawo ng'omwa...

Nze Scovia Twetise 28, mbeera Bulamu-Gazaya, Texas. Mu 2005, nalina emyaka 15 omusajja yantuukirira n’ahhamba nti...

Eyagenda okusoma ddiguli e ...

Talina mpapula kw’akolera era agamba tasobola kudda kubanga bw’adda taddayo