TOP

Njagala atalina bulemu bwonna

Added 8th August 2017

Njagala mukazi omulungi wabula nga talina bulemu bwonna ku mubiri gwe era nga mweru kuba nange siri musajja mubi.

 Bosco Kyagulanyi

Bosco Kyagulanyi

NZE Bosco Kyagulanyi  (waggulu) nnina emyaka 24.

Mbeera  Wandegeya.  Ndi musuubuzi era  nkolera mu katale k’e  Nakawa.

Njagala mukyala  ow’okuwasa kuba nkooye  eby’ekiyaaye.  Njagala mukazi omulungi  wabula nga talina bulemu  bwonna ku mubiri gwe era  nga mweru kuba nange  siri musajja mubi.  

Ateekwa okuba ng’ali  wakati w’emyaka 20-  30 ng’anaasobola  okubeerawo mu mbeera  yaffe era nagigumira.  Ayagadde oba ansiimye  akube ku 0759147395.  

NNINA emyaka 40. ndi ku  ddagala lya ARVs, mbeera  Kamuli mu busoga. Nnina  abaana basatu. Nnoonya  omukyala ow’emyaka 28-  40, alabika obulungi, atya  Katonda, ali ku Arvs, akola  tukole obufumbo. Kuba  0758103752.  

Nze Umaru. Nnina emyaka 35.  Nnoonya omukazi ow’emyaka  25-30, alina akawuka ka siriimu,  alabika obulungi, ow’empisa nga  muyonjo.  NZE Mike Katongole. Nnoonya  sugammami ali wakati w’emyaka  30-60. Kuba 0750667156.

Moses Ssali 29. Ndi mutuuze  w’e Nabbingo. Nnoonya  omukyala owa langi yonna,  ali wakati w’emyaka 25 -30,  sifaayo ku ggwanga lye kasita  abeera nga Munnayuganda.  Njagala omukyala alina  ky’akola ng’alina omukwano ogwannamaddala tukole obufumbo. Kuba 0756 872  538.

Nze Yusuf Mbaziira 27.  Mbeera Luweero. Neddira  Kasimba. Nazimba. Nzaalibwa  Bukomansimbi. Nnoonya  mukazi alina omulimu  ogw’obuvunaanyizibwa atanzize  mabega. Sifa ku ggwanga.  Njagala amanyi omukwano, alina  empisa, eddiini, ow’emyaka 30-  45 nga mwetegefu okwekebeza  omusaayi.Kuba 0701057201.

 Nze Mike Ssentongo. Nnoonya  sugammami nga mwetegefu  okwekebeza akawuka. Kuba  0703213281.

 Nnoonya omukyala omunene  ennyo, ow’empisa, ow’ekitiibwa,  ow’emyaka 25-45 ng’ayagala  laavu yokka. Kuba 0752982766.  

Nze Thomas Mwesigwa.  Nnina emyaka 32. Nnoonya  omukyala omugagga  ow’okuwasa ng’asobola  okunteekamu ssente nga si  mulwadde. Sifa ku myaka.  Mbeera Nakasongola. Kuba  0706206533.

 Nze Ronald. Mbeera Ntinda.  Nnina emyaka 33. Ndi  muddugavu, muwanvu.  Nazaalako. Njagala omukazi  akuze mu birowoozo, atya  Katonda, ow’emyaka 25-32  tukole obufumbo. Anjagala kuba  0704256046.

 Nnoonya omukazi ow’empisa,  ali wakati w’emyaka 20-35.  Sifa ku buyingirize, eggwanga  wadde eddiini. Kuba  0775756125.

 Nnoonya omuwala ow’okuwasa  ng’ali siriyaasi. Nze Jimmy. Kuba  0756384238.

 Nnina emyaka 30. Nnoonya  omukazi, Omusiraamu,  ow’emyaka 23-27 nga si  muwanvu ate nga si munene,  era ng’alabika bulungi.  Ansiimye kuba 0792328976.

 Nnoonya omukyala tukole  omukwano. Njagala ateeyerusa  era nga tali ku ssente. Ateekwa  okuba ng’ali wakati w’emyaka  32-42. Nze nnina emyaka 43.  Omuyaaye, nneekolera gyange,  nabiipinga temutawaana.  Weereza obubaka emisana. Kuba  ku 0776608127 okuva ku 3:00  okutuuka ku 5:00 ez’ekiro.

Nze  Robert. Mbeera mu Ndeeba.  Nnoonya sugammami  omulungi, omugagga, alina  omukwano, ne bw’aba wa  kyama. Sifa ku myaka. Nze  Mark. Nnina emyaka 25. Kuba  ku 0759234500.

 Nze DK. Mbeera Kampala.  Nnina emyaka 38. Nnoonya  sugammami alina ku ssente naye  ng’alina ennyonta y’omukwano.  Kuba 0783607072.

 Nze Fred Ssebuuma  24. Nnoonya omukyala  ow’okuwasa, ow’emyaka 18-  20, si mweru,si mumpi ate si  muwanvu nnyo, atazaalangako  ate nga muntumulamu era  mwesigwa. Kuba 0701298379.

 Nze Paul 30. Nnoonya omukazi  alina ssente, ow’emyaka 25-45,  Owenkima totawaana. Kuba  0785379925 oba 0757175159.

 Nze Ronny 36. Mbeera  Kampala. Nkola, nnasoma  era nnina laavu. Nneetaaga  omukyala nga mulungi,  akola, wa buvunaanyizibwa  ng’abeera mu Kampala. Ndi Ku  ssimu 0753746755.  

Nze Haruna. Nnina emyaka  31. Mbeera Lunguja. Nnoonya  omukazi omukulu mu birowoozo  n’emyaka tukole omukwano  nga gwa kyama. Ayagala ssente  tonkubira kubanga sizirina. Kuba  0703616345.  

Nze Ibra. Njagala omukazi  ow’okuwasa ng’ali siriyaasi.  Kuba ku 0758128046.  

Nnoonya omukyala ow’ekyama  ng’ali wakati w’emyaka 18-28  tukole omukwano. Ayagala kuba  0705963410.

 Nnoonya omukyala  ow’okuwasa alina ku ddiini  mu mutima, ataasoma nnyo  era nga si munene nnyo nga  wa myaka 23-30. Ali siriyaasi  ankubire ku 0754493970.  

  Nze WK 48. Nnoonya omukazi  ow’emyaka 40-58, akola  ng’alina enkulaakulana.  Sifa ku bulungi oba sayizi.  Nasoma nnina diguli bbiri  naye siri mugagga. Ali  siriyaasi kuba 0705987919.

 Nze Henry 26. Mbeera  Seeta- Mukono.  Nnoonya omukazi  ali wakati w’emyaka  18-22 ng’amanyi  omukwano. Asobola kuba  0705780327/0779540426.

 Nze M Ssali. Njagala  omukyala ali ku ddagara  lya ARVS, akola ng’alabika  bulungi nga nze. Kuba  0706240219.

 Nnoonya omukazi omunene,  nga wa myaka 23.  Nze nnina emyaka 37.  Nkola mu dduuka. Kuba  0788450266.  

 Abasajja    

Nze Aisha 30 mbeera mu  Kampala. Nnina omwana  omu, ndabika bulungi era ffiga  ngyekakasa. Nnoonya omwami  Omusiraamu, ow’emyaka 38- 45, atapangisa,alina omulimu,  omwetegefu okugenda ewaffe,  atasussa baana basatu ng’alina  obusobozi bw’okundabirira.  Kuba 0757897397.  

Nze Shadia Nakintu 28. Ntunda  dduuka, mbeera Mukono.  Nnoonya omwami gwenaabeera  naye ewange kuba nazimba.  Njagala wa myaka 35-40, amanyi  omukwano kuba nange ngwekakasa,  ateekeddwa okuba ng’alabika  bulungi kuba nange bwendi ate  nga mwetegefu okwekebeza  omusaayi. Kuba 0757174663 oba  0778838085.

 Nze Sarah Nakidde 28, mbeera  Mukono. Nnoonya omwami gwenabeera  naye, ow’emyaka 35-40,  amanyi laavu nga mwetegefu  okwekebeza omusaayi.Ntunda  dduuka era nazimba ate  ffiga yange ngyekakasa. Kuba  0706699005 oba 0782330445.  

Nze Milly Nakalyowa 40. Neddira  Njaza. mbeera Mpereerwe,  nazaalako era ndabika bulungi.  Njagala omwami atapangisa nga  mwetegefu okugenda ewaffe. Njagala  ng’asussa emyaka 40 , alina  eddiini, empisa, afaayo, amanyi  omukwano kuba nange ngwekakasa.  Kuba 0783545484.  

NZE Zaitun Nagujja 34. Neddira  Njovu. Mbeera Butambala. Mbeera  mu bazadde bange. Nazaalako.  Ndi ku ddagala lya ARVS. Njagala  omwami ow’emyaka 40-60, atya  Katonda, omwesimbu andage  essanyu nga mukkakkamu. Kuba  0756248912.  

Nze Aisha Nanteza 36. Nazaalako  naye abaana sibeera nabo.  Nnoonya omwami alina omulimu  omulungi, ow’emyaka 45-  50, alina empisa, afaayo, atapangisa  nga tavuga boda aba takisi  ate nga mwetegefu okwekebeza  omusaayi. Kuba 0750091491.

 Nze Aisha. Nnina emyaka 30.  Mbeera mu Kampala. Ndabika  bulungi. Nnoonya omwami ali ku  ddagala lya ARVS. Ateekwa okuba  nga Musiraamu, alina omulimu  ogw’obuvunaanyizibwa, eyazimba,  amanyi omukwano, ali siriyaasi  nga mwetegefu okugenda mu  bakadde bange. Kuba 0757674093  oba 0772578807.

 Nze Angela. Nnina emyaka 29.  Njagala omwami okuva ku myaka  37-50, Omuganda, Omusoga  oba Omunyakole. Nneetaaga  asomyeko. Kuba 0702373450.

 Nnoonya omwami ow’emyaka  32-55 ng’alina obusobozi. Nze  Shamim.Nnina emyaka 27. Ndi  mutonotono. Kuba 0774382545.  

Nze NJS, mbeera Kajjansi.  Nnina emyaka 29. Nnoonya  omusajja ow’emyaka 35-60,  eyazimba, alina omulimu  gw’obuvunaanyizibwa, nga  mwetegefu okugenda ewaffe,  atya Katonda nga nze. Kuba  0785209080.    

Okulabula  

KKAMPUNI ya New Vision  n’olupapula lwa Bukedde tetuvunaanyizibwa  ku biyinza kuva mu kufulumya  abantu abanoonya wadde  ebiyinza okubaawo nga bamaze  okufuna abaagalwa.

Obuvunaanyizibwa  bwaffe bwa kufulumya ebyo  ebituweerezeddwa mu mabaluwa,  essimu, omukutu gwaffe ogwa 8338  ne e-mail. Kirungi bw’oba ofunye  akusiima , omusisinkane n’omuntu  omulala yenna gwe weesiga ate mu  kifo eky’olukale.

Ekirala, bw’oba  oweereza obubaka bwonna kozesa  ennamba yo ey’essimu sso ssi ya  mulala. Gy’oweererezzaako obubaka  gye tujja na_ e okufulumya.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Avuganya Ssekandi ku ky'omu...

RICHARD SEBAMALA avuganya omumyuka wa Pulezidenti, Edward Kiwanuka Sekandi ku babaka bwa Palamenti obwa Bukoto...

Lubega

Ebikonde sibyevuma - Lubega

OMUGGUNZI w'ehhuumi, Joey Vegas Lubega annyuse ebikonde oluvannyuma lw'emyaka 23 bukya alinnya kigere kye ekisooka...

Donald Trump

Trump alemeddeko ku by'akal...

EBY’AKALULU ka ssaayansi byongedde Donald Trump n’ategeeza nga bw’ali omusajja omukulu atayinza kukkiriza kuleka...

Paapa eyawummula Joseph Aloisius Ratzinger

Paapa Joseph Aloisius Ratzi...

PAAPA Benedict XVI eyawummula ng’amannya ge ag’obuzaale ye Joseph Aloisius Ratzinger muyi. Ratzinger 93 obulwadde...

Abaabadde balambula ppaaka ekolebwa.

Abakola ppaaka enkadde bale...

Bakansala ba KCCA abatuula ku kakiiko akateekerateekera ekibuga n’okuzimba nga bali wamu n’abakugu baalambudde...