TOP

Njagala omukazi asussa emyaka 50

Added 30th August 2017

Alina okuba ng’afaayo, sifuddeyo oba alina ssente oba talina, alina empisa, akola kuba nange nneekolera.

Amannya ggwe ani?

Nze Madson Kiyimba.

Obeera wa?

Munyonyo.

Olina emyaka emeka?

Ndi wa myaka 24.

Okola mulimu ki?

Ndi muyimbi eyayimba ku Obwavu ate nnina n’edduuka ly’essimu.

Olina abaana bameka?

Sizaalangako

Oyagala mukazi atya?

Njagala mukazi akuze mu birowoozo, okuva ku myaka 50 n’okwongerayo.

Lwaki oyagala wa myaka egyo?

Nkooye abawala abato kuba batawaanya nnyo ate tebalina birowoozo bizimba.

Biki by’alina okubeera nabyo?

Alina okuba ng’afaayo, sifuddeyo oba alina ssente oba talina, alina empisa, akola kuba nange nneekolera.

Bafukunye batya?

Ndi ku ssimu 0704495950.

ABANOONYA ABABEEZI

NZE John. Ndi yinginiya naakamala okusoma. Nnoonya omubeezi alina ku ssente. Kuba 0774565564.

Nze Mawanda E. Mbeera Mengo. Nnina emyaka 35. Ndi muwanvu era muddugavu. Nnina abaana babiri. Njagala omukyala alina empisa n’eddiini ng’akuze ebirowoozo. Anneetaaze nkubirako twogere. Kuba 0757725167.

Nze KK. Nnina emyaka 43. Nnoonya omukazi wa myaka 28-35, ali ku ddagala lya ARVs. Kuba 0791816401.

Nze Eric Musoke. Nnina emyaka 38, nkola era nazimba. Nnoonya omuwala atasussa myaka 30, omuwanvu nga yasomako. Tuteekwa okwekebeza siriimu. Kuba 0701886452.

Nze Peter Muwonge. Mbeera Kawempe. Nnina emyaka 39 era nkola. Nnoonya omukyala eyasomako, omuwanvu, alina eddiini oba nga Mulokole nga tasussa myaka 30. Tulina okwekebeza siriimu. kuba 0772480946.

Nnoonya omukazi ow’emyaka 24-28. Nze nnina emyaka 26. Kuba,0773301274. Nnoonya omuwala nga tasussa myaka 23, owamabeere amanene, alina akabina, akabuto katono nga Mulokole. Wadde takola. Kuba 0705880911.

Nze Ronnie. Nnina emyaka 24. Nnoonya omukyala omulungi, omugagga, ali wakati w’emyaka 25-45 nga mwategenfu okwekebeze omusaayi. Nze mbeera Ntebe. Kuba 0775526981.

Nze Joshua Kiggwe. Mbeera Mengo- Bakuli. Nnina emyaka 49. Nnoonya omukazi nga muzungu. Kuba 0758 232377.

Nnoonya omuwala ng’ali wakati w’emyaka 18-25 nga Musiraamu. Ansiimye kuba 0772393746. Nze Lubwaguzi. Mbeera Nsambya. Nnoonya omukyala omwetegefu okukola obufumbo. Njagala Musiraamu owaddala, akola, omuyonjo eyasomako nga si mulwadde. Kuba 0392158034.

Nnoonya omukazi anayongera ssente mu bizinensi yange mmulage omukwano ogwaddala. Njagala wa myaka 50-55. Nze nnina emyaka 40. Kuba 0706732458 twogere.

Nnoonya omukyala alina ssente nga wa myaka 25- 40 naye nga mwetegefu okugenda ku musaayi. Kuba 0706290340.

Nnoonya omuwala Omulokole, atasussa myaka 23. Nze nnina emyaka 30, nkola. Ndi mwetegefu okugenda mu musaayi n’okukyala ewaabwe. Kuba 0754630087.

Nze Kizza Ssali. Mbeera mu kibuga Ibanda. Nnina emyaka 32. Nnekoleza. ndi Munyankole. Nnoonya omukazi ow’empisa nga wa myaka 20-28. Kuba 0703885060.

Nze M Jose 32. Njagala anaanteekamu ssente, ali ku ARVs, ow’emyaka 30-50 nga mukulu mu birowoozo era nga anampabula. Anneetaaze ndi ku ssimu 0772269713/0702934886.

Nze Musa Mubiru. Nnoonya omukazi nga mutonotono. Ansiimye kuba ku 0702161631. Mbeera Ntebe. Nnoonya omukyala ng’ali wakati w’emyaka 25-35. Nze Simon. Nnina emyaka 31. Kuba 0706913044.

Nze Najib. Mbeera Gayaza. Nnina emyaka 35 era nkola. Nnoonya omukyala ow’emyaka 30-55 ng’akola era ng’anyirira twagalane mu kyama. Kuba 0704773496.

Nnoonya omuwala omulungi nga si munene twagalane mu kyama. Kuba 0703616071.

Nze Jim. Nnoonya omukyala ow’emyaka 17-20. Nze Umar Mutabaazi. Kuba 0752209141.

Nze Mukasa. Nnina emyaka 35. Nkola era sipangisa. Njagala omukyala gwe naakuba embaga, atya Katonda, akola, akuze mu birowoozo, atali muyaaye, amanyi ky’ayagala, ali wakati w’emyaka 25-45. Alina ebyo kuba 0757010422.

Nze Lawrence. Nnina emyaka 27. Nnoonya omukyala ayagala obufumbo, atasussa myaka 24. Njagala Munyarwanda oba Muhima. Ndi ku ssimu 0754454789.

Nze Jackson Osillo 55. Mbeera Mengo. Nkolera mu katale ka St. Balikuddembe. Banzaala Tororo. Ndi mulokole. Nnoonya omukyala omwetegefu okukola obufumbo, ow’emyaka 28-35 ng’atya Katonda. Sifuddeyo ku ggwanga. Njagala omwetegefu okwekebeza omusaayi. Kuba ssimu 0775934368.

Nze MM. Njagala omukyala ow’okuwasa nga wa myaka 25-35. Ndi mwetegefu okumufunira ekyokukola. Mbeera Mubende. Alina okuba ng’ali ku ARVs. Kuba 0758160040.

Nze Haruna Kateregga. Mbeera Ntebe. Nnoonya omuwala nga Musiraamu ng’alina eddiini. Tulina okwekebeza omusaayi. Kuba 0752296579.

Nze M.K. Mbeera mu Kampala. Nnina emyaka 28. Nnoonya omukyala ow’okubeera naye ng’alina empisa n’eddiini. Nze ndi Mulokole. Tujja kwebebeza omusaayi. Ndi ku ssimu 0793895667

Nnoonya omukazi alina ku ssente ng’onoozinteekamu nkulage omukwano. Ndi wa myaka 27. Mbeera Luweero. Njagala asussa emyaka 30. Ali siriyaasi kuba 0790014700.

Nnoonya omukazi ow’ekyama, atasussa myaka 40. Nze nnina emyaka 25. Mbeera KampaIa. AIi siriyaasi kuba 0702335907.

Nze Tom K. Mbeera Mengo. Nnina emyaka 33. Ndi muddugavu era muwanvu. nnina omwana omu. Njagala omukyala akuze mu birowoozo, atya Katonda, ow’emyaka 25 - 32 tukole obufumbo. Anjagala kuba 0704256046.

Nnoonya omuwala Omulokole, omusawo oba omusomesa wa nnasale nga tasussa myaka 23. Nze nnina emyaka 30. Kuba 0705881019.

Nze Tom. Nnoonya omukyala ow’ekyama. Naye njagala omuntu ateemulisa. Kuba 0752172388.

Nnoonya omukyala nga mukulu eyeetaaga omukwano. Sirina bulungi ssente. Nze RD. Kuba 0706661993.

Nnoonya omukyala eyeevuga nga mulungi twerage laavu. Saagala ssente, nnina ezange. Ndi wa myaka 29. Njagala wa myaka 23-35. Kuba 0703906592.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omusajja yansuulawo ng'omwa...

Nze Scovia Twetise 28, mbeera Bulamu-Gazaya, Texas. Mu 2005, nalina emyaka 15 omusajja yantuukirira n’ahhamba nti...

Eyagenda okusoma ddiguli e ...

Talina mpapula kw’akolera era agamba tasobola kudda kubanga bw’adda taddayo

Abatudde okuva ku kkono; Godfrey Nyola, Saul Kizito, Isaac Ngobya ne Pasita Paul Musisi ate abayimiridde okuva ku kkono; Kennedy Lubogo, Edward Baguma, Jimmy Ssekandi

Aba 'Former Footballers In...

Abaaguzannyako abaabaddewo kuliko; Saul Kizito (Nile FC), Isaac Ngobya (Bell), aba Express okuli Kennedy Lubogo,...

Kamaanyi eyatolosa Ssekabak...

Dan Kamaanyi, eyatolosa ssekabaka Muteesa II ekibabu kya Milton Obote eyalumba olubiri mu 1966 ng'ayagala okumutta,...

Muyigire ku bajulizi abakki...

MUK'OMULABIRIZI wa West Buganda Can.Elizabeth Julia Tamale y'ayigirizza mu kusaba okw'okujjukira abajulizi ba...