TOP

Nnoonya omusajja akola safaali

Added 22nd February 2018

Oyagala musajja wa kika ki? Okusinga njagala musajja akola safaali, amanyi omukwano, alina empisa, afaayo, omwetegefu okwekebeza omusaayi, ali wakati w’emyaka 35 ne 48 anampeesa ekitiibwa mu bakadde.

Ggwe ani?

Nze Teopista Ndagire.

Obeera wa?

Mityana

Olina emyaka emeka?

Ndi wa myaka 25.

Okola mulimu ki?

Ndi mulimi.

Olina abaana bameka?

Sizaalangako.

Oyagala musajja wa kika ki?

Okusinga njagala musajja akola safaali, amanyi omukwano, alina empisa, afaayo, omwetegefu okwekebeza omusaayi, ali wakati w’emyaka 35 ne 48 anampeesa ekitiibwa mu bakadde.

Lwaki oyagala akola safari?

Anti buli lwakomawo omukwano gubeera mupya ate nga buli omu yeesunga munne.

Bakufunye batya?

Bakube 0706271710.

 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omukuumi ng'atwala Trump

Engeri abakuumi ba Trump gy...

PULEZIDENTI wa Amerika, Donald Trump yabadde wakati mu lukung’aana lwa bannamawulire ng’attaanya ensonga ey’obutale...

Ekizimbe kya Mabiirizi ku Bombo Road. Mu katono ye Winnie Mabirizi

Nnamwandu wa Mabirizi asony...

ABAKULEMBEZE b'abasuubuzi basabye bannannyini bizimbe okutwala ekyokulabirako kya nnannyini kizimbe kya Nalubega...

Abakungu mu kibiina kya Gen.Muntu nga baslaa Cake okwaniriza Winnie Kiiza

Winnie Kiiza yegasse ku kib...

OMUBAKA omukyala owa Kasese, Winfred Kiiza yegaasse ku kibiina kya Alliance for National Transformation (ANT) n’aweza...

Bannayuganda muve mu tulo -...

PULEZIDENTI Museveni akunze Bannayuganda okuva mu ttulo bataandike okusala amagezi g’okunoonya obuggagga n’asaba...

Gavana Mutebile

COVID19 ayigirizza Bannayug...

GAVANA wa bbanka enkulu Tumusiime Mutebile agambye nti Bannayuganda bagenda kukendeeza ku kumala gasasaanya nsimbi...