TOP
  • Home
  • Abanoonya
  • Omukazi alina ke yeekoledde nkubuzeewo?! Jangu onneewangulire

Omukazi alina ke yeekoledde nkubuzeewo?! Jangu onneewangulire

Added 1st May 2018

Njagala mukyala alina ke yeekoledde, afaayo, sifuddeeyo oba alina abaana. Njagala alabika obulungi era nga mwetegefu okwekebeza omusaayi.

Amannya ggwe ani?

Asuman Okoboy.

Olina emyaka emeka?

Ndi wa myaka 42.

Obeera wa?

Mbale naye nzaalibwa Palisa.

Okola mulimu ki?

Ndi mulimi.

Olina abaana?

Nnina abaana abawerako.

Oyagala mukazi alina bisaanyizo ki?

Njagala mukyala alina ke yeekoledde, afaayo, sifuddeeyo oba alina abaana. Njagala alabika obulungi era nga mwetegefu okwekebeza omusaayi.

Bakufunye batya?

Ssimu 0759484159.

NZE G Mukwaya. Ndi Muganda, nnina emyaka 40. Njagala omukazi atya Katonda. Nkubiraako twogere ebisingawo ku 0704256046.

Nze Mathew Papa. Mbeera Kabuusu. Nnina emyaka 28. Nnoonya omukyala omulungi, omunene, atya Katonda, alina emyaka 25-30 ng’alina omulimu. Kuba 0758677422.

Nze nnina emyaka 26. Nnoonya omukazi ow’emyaka 23-28. Kuba 0756750059.

Nze MT. Njagala omukazi ow’empisa ng’atya Katonda. Sifa ku ddiini. Njagala ow’emyaka 18- 25, bw’aba yazaalako nga tasussa mwana omu. Nze mbeera Mukono era nazimba, ndi musuubuzi wa mmere ate omulimi. Njagala anantwala mu bakadde. Saagala muyaaye, n’omutono ennyo tokuba. Ali siriyaasi kuba 0754640453 oba 0784640875.

Nze Fred. Njagala omukyala ow’okubeera naye. Ateekwa okuba Omulokole, Muganda, alabika obulungi, anaayongera mu bizinesi yange ssente, ow’emyaka 20-30. Anneetaaze ng’ali siriyaasi weereza obubaka ku 0775206768.

Nze Nawera. Njagala omukyala nga si munene nnyo, amanyi omukwano, atali mulwadde wa siriimu nga wa myaka 25-35. Kuba 0702969145.

Nze Charles Wamala 30. Nnoonya omukyala ow’emyaka 20-26 ng’alina empisa. Kuba 0754793615 oba 0797113700.

Nze Tom 37. Mbeera Kampala. Ndi muddugavu, muwanvu era nazaalako abaana babiri naye sirina mukazi. Njagala omukazi alina empisa n’eddiini. Kuba 0756117993.

Nnoonya omukazi ow’ekyama. Njagala muyivu, atalina kawuka, ali okumpi ne Masaka nga wa myaka 18-32. Tobiipinga. Kuba 0751924578.

Nnoonya omukyala ow’okuwasa ow’emwaka 25-32, alina ssenga oba bazadde be. Nze ndi muwanvu, mweru ,sinywa mwenge wadde sigala. Kuba 0703468526.

Nze Jose. Mbeera Iganga. Nnoonya omukyala ow’okuntwala mbeere naye tukole omukwano. Nnina emyaka 25 njagala ali wakati w’emyaka 20 -50 ate njagala mugagga kubanga nze sirina ssente. Anjagala kuba 0775631790.

Nnoonya omukyala ategeera bizinensi y’okutunda sipeeya wa mmotoka n’okulunda enkoko z’amagi. Kuba 0705273052.

Nze Mukiibi. Nnina emyaka 30. Nnoonya omukyala ow’emyaka 25 ali ku ARVS. Kuba 0784134141. Nze Ivan 28. Nnoonya omukyala omukulu, ali wakati w’emyaka 35-40, omunene nga mwetegefu okubeera nange. Kuba 0706662470.

Nze Peter Odongo. Mbeera Mbale.Nnoonya omubeezi ow’emyaka 22-28 tukole obufumbo. Kuba 0775929600.

Nze Edrisa. njagala sugammami ali siriyaasi kuba 0701041491.

Nze Ark, nneddira nnyonyi. Nkolera mu West Nile. Nnina emyaka 32. Nnoonya omubeezi ow’emyaka 20-25, alabika obulungi, ow’empisa, omukozi, alina ageemugga nga tasussa mwana omu. Ali siryaasi kuba 0780416464.

Nnina empisa n’eddiini. Njagala omukazi ow’obuvunaanyizibwa ow’emyaka 28-30, alina omulimu. Kuba 0751778986.

Nze Johnson B. Njagala omukazi ow’emyaka 30-40 ne bw’aba nnamwandu oba yazaala sifaayo. Njagala alina ssente nga nze. Kuba 0754447626.

Nnoonya omukyala owookuwasa ng’alina eddiini. Njagala ali wakati w’emyaka 19-25 nga mwetegefu okwekebeza omusaayi. Ali siriyaasi kuba 0700339212 twogere.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Loodi Meeya Erias Lukwago ngakyazizza dayirekita wa Kampala omuggya, Dorothy Kisaka

Loodi meeya akyazzizza dayi...

  Ababiri basoose mu kafubo mu ofiisi za Loodi Meeya okumala essaawa bbiri nga bateesa. Lukwago yamwanjulidde...

Gav't etandise okugabira Ba...

GAVUMENTI etandise okugabira Bannakampala masiki eziyamba okutangira ssenyiga omukambwe kyokka abamu ku ba LC abaazikwasiddwa...

Kazinda ng'aleeteddwa mu kkooti

Kazinda ayolekedde okuyimbu...

EYALI omubalirizi omukulu mu ofiisi ya Katikkiro wa Uganda Geoffrey Kazinda ayolekedde okuyimbulwa mu kkomera e...

Kitatta ng'ali mu kaguli ka kkooti

Abudallah Kitatta ayimbuddw...

Hajji Abudallah Kitatta eyali omuyima wa bodaboda 2010 ayimbuddwa okuva mu kkomera gy'amaze emyaka 3.

Avuganya Ssekandi ku ky'omu...

RICHARD SEBAMALA avuganya omumyuka wa Pulezidenti, Edward Kiwanuka Sekandi ku babaka bwa Palamenti obwa Bukoto...