TOP

Anannyamba okukulaakulanya ekitone nkubiraako

Added 17th October 2018

Kati oyagala mukazi atya? Eyeetegese okukola obufumbo, ow’obuvunaanyizibwa, alina ne ku ssente anaasobola okunyambako okutumbula ekitone kyange, atasussa myaka 50 nga mwetegefu okwekebeza omusaayi.

Ennyambalayo enkubye!

Weebale kusiima.

Amannya ggwe ani?

Nze Roma Kiggundu eyakazibwaako erya Dr. Kiggundu

Obeera wa?

Ntebe

Okola mulimu ki?

Ndi muyimbi muto ate nnina n'emirimu emirala gye nkola.

Olina abaana bameka?

Siwasangako yadde okuzaala omwana.

Olina emyaka emeka?

Ndi wa myaka 25

Kati oyagala mukazi atya?

Eyeetegese okukola obufumbo, ow’obuvunaanyizibwa, alina ne ku ssente anaasobola okunyambako okutumbula ekitone kyange, atasussa myaka 50 nga mwetegefu okwekebeza omusaayi.

Bakufunye batya?

Bakube 0705934233.

Boniface Kwesiga 29. Mbeera Kyankwanzi. Ndi mupunta wa ttaka, sizaalangako wadde okuwasa. Njagala mukyala alina ku ssente, amanyi omukwano nga talina kawuka ka siriimu ate nga mwetegefu okwekebeza omusaayi, alina empisa nga wa myaka 35-50. Kuba 0787851172.

Nnoonya sugammami alina ku ssente mmulage omukwano. Ndi wa myaka 25. Ansiimye akube 0757363881oba 0789929423.

Nnoonya sugammami ow’emyaka 30-40. Nze nnina emyaka 25 nga mwetegefu okwekebeza omusaayi. Kuba 0788691727.

Nnoonya sugammami ali siriyaasi. Mbeera mu Kampala. Nnina emyaka 22. Kuba ku 0750573206.

Nze Moses. Nnoonya sugammami eyeetaaga omukwano ng’alina ssente. Njagala ow’emyaka 30-50 nga tugenda kubeera fenna ewuwe. Nnina emyaka 36. Kuba 0773965444.

Nnoonya mukyala ow’emyaka 35-40. Njagala Musiraamu ng’alina ku ssente. Nze ndi wa myaka 30. Kuba ku 0752925859.

Nnoonya omukyala omunene, si muwanvu nnyo nga yasoma ow’emyaka 18-35 ng’alina ekitone. Kuba 0782020575.

Nze Sam. Nnina emyaka 32. Nnoonya omukyala alina ku ssente tukole naye omukwano ogw’ekyama. Nnina laavu. Kuba 0702754495.

Nze Asirafu Katende 22. Njagala sugammami alina ku ssente. Sifa ku myaka. Kuba 0705291937.

Nnoonya omukyala Omusiraamu, ayambala shariya, ow’emyaka 18-45. Nze nnina emyaka 45. Kuba 0782011885.

Nze Mutebi. Mbeera Kakiri. Nnoonya omukyala ow’okuwasa nga mukkakkamu, ow’empisa nga tasussa myaka 26. Kuba 0792323162.

Nze Ayebazibwe. Mbeera Mbarara. Nnoonya omuwala owookuwasa ng’ali siriyaasi. Wa myaka 18-25. Kuba 0702495530.

Nnoonya omuwala omulungi alina figa ennungi, atya Katonda nga yasomako. Njagala alina omulimu ogw’obuvunaanyizibwa nga wa myaka 18-28. Omuyaaye tokuba. Ndi ku ssimu, 0779379035 oba 0705209020.

Nnoonya omwagalwa. Nze Peter. Mbeera mu Kampala. Njagala omukazi ali ku ddagala lya ARVs. Nnina emyaka 32. Ateekwa okuba ow’empisa. Kuba 0394807911 oba 0755760249.

Nze Davis. Mbeera Ntinda. Ndi Muganda, muddugavu, muwanvu, nnina abaana babiri naye sirina mukazi. Njagala omukyala atya Katonda tukole obufumbo okuva ku myaka 28-38. Asobola kuba 0756117993.

Nze Mike, nnoonya omukyala nga Omunyankore, Mukiga oba Omunyarwanda, ow’emyaka 20-35. Kuba 0701298953.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Micheal Kinene Akomyewo na ...

Micheal Kinene Akomyewo na Nkuba mpya Omuyimbi Micheal Kinene akomyewo na nkuba mpya oluvannyuma lw'okumala...

Akulira UNEB Dan Odongo.

UNEB be yasunsudde okutegek...

Bya Benjamin Ssebaggala  AKAKIIKO akagaba n'okusunsula abakozi mu minisitule y'ebyenjigiriza (Education Service...

Omusawo ng'agezesa bwe balongoosa.

''Mukebere abalwadde endwad...

AKULIRA eddwaaliro ly’e Mulago, Dr. Byarugaba asabye abasawo abalongoosa endwadde nga kkansa w’omu byenda essira...

Abamu ku baabadde mu lukiiko.

Ababadde basolooza busuulu ...

ABATUUZE beekubidde enduulu mu boobuyiinza babayambe obutatundirwa mu bibanja byabwe okubafuula emmomboze. Kiddiridde...

Omusajja ng'afuuyira mu ntebe z'omutuuze.

Balimwezo ne KCCA baggudde ...

Ekitongole kya KCCA nga bali wamu ne Balimwezo Community Foundation batongozza okufuuyira ebiku n’ebiyenje nnyumba...