TOP

Nnoonya alina "waaka"

Added 13th November 2018

Njagala omukyala alina ku ssente, amanyi omukwano, ng’ali wakati w’emyaka 20-30, talina siriimu kuba nange ndi mulamu.

KIKI muvubuka?

Ndi bulungi mukwano mpozzi ggwe.

Weebale kunyirira.

Nze bwentyo bambi.

Mpozzi ggwe ani?

Nze Dick Victor Kasirye

Obeera wa?

Makindye

Okola mulimu ki?

Nkola bwa DJ.

Olina emyaka emeka

Emyaka gyange sigyekakasa kuba abanzaala banfaako nga nkyali muto.

Weemanyiiko ki?

Nnina ‘waaka’.

Oyagala mukyala alina bisaanyizo ki?

Njagala omukyala alina ku ssente, amanyi omukwano, ng’ali wakati w’emyaka 20-30, talina siriimu kuba nange ndi mulamu. Ateekwa okuba ng'alina empisa, akabina kanene nga n'okwambala akumanyi.

Akusuubiremu ki?

Ndi muvubuka nvuumuulo ηηenda kumulaga ‘waaka’ era ajja kukakasa.

Bakufunye batya?

Kuba 0708329960.

 

 

NZE Latif Bikumbi 44. Mbeera Kamuli Busoga. Ndi musawo omutendeke,

nnina baana babiri era nazimba. Nnoonya mukyala alina empisa, omwetegefu

okwekebeza omusaayi ng’ali wakati w’emyaka 26-40. Sifuddeeyo oba

alina abaana. Kuba 070107568.

 

Nze Tom Kasimbi 27. Mbeera Ntebe. Nkolera mu katale mu Kitoolo. Nnoonya mukyala asobola okunnyambako mu mirimu gyange, alina okuba ne ssente ng’alina empisa. Sifa ku myaka. Kuba 0703573977.

 

Nze N Eliazer 25. Sirina mwana. Njagala omuwala ow’okuwasa nga tazaalangako. Tujja kwekebeza omusaayi. Ateekwa okuba wakati

w’emyaka 18-23. Kuba 0706361846.

 

Nze Paul Isabirye. Mbeera Kamuli. Nnina emyaka 25. Njagala omukyala ow’emyaka 18-20, ow’empisa, omuyonjo, ng’amanyi okufumba. Ayagala kuba 0786223603.

 

Nze Musa. Mbeera Jinja. Nnina emyaka 30. Njagala omukyala Omusiraamu, ow’emyaka 20-28, ow’empisa, amanyi omukwano. Kuba 0758645757.

 

Nnoonya omukyala owookuwasa ng’ali siriyaasi. Mbeera Hoima. Kuba 0771013232 oba

0756789391 twogere.

 

Nnoonya sugammami omunene, alina emmotoka ne ssente ng’ali wuwe. Nange nneekozesa. Sifa ku ggwanga wadde emyaka. Kuba 0756210316.

 

Nze Bukenya 52. Mbeera Kisoga- Mukono, nnima n’okulunda era siri bubi. Nnoonya omukyala ali ku ARVs, ow’emyaka 28-34. Njagala mutono, Muganda nga si Musiraamu. Kuba 0774294226.

 

Nze Moses. Njagala sugammami twagalane mu kyama. Kuba 0752456852.

 

Nnoonya omukazi Omunalwanda. Sifa ku myaka. Mbeera Lungwogwe. Kuba 0758397168.

 

Nze Hamza 34, mbeera Nakawa. Njagala omukyala akuze, alina ku ssente, eyeekozesa ng’alina ewuwe. Ndabika bulungi n’omukwano ngwekakasa. Kuba

0770806690 twogere.

 

Nnoonya omukazi akola. Kuba 0785938456.

 

Nze Raymond, ndi Mutoro, nnina emyaka 32. Siri muwanvu nnyo. Nnoonya sugammami omugagga anteekemu ssente. Njagala wa myaka 30-45. Sifa ku ggwanga. Kuba 0755643802 oba 0774855433 twogere ebisingawo.

 

Nze Fred. Nnoonya omwagalwa anaansanyusangamu biseera eby’eddembe. Njagala alabika obulungi,atasussa myaka 35 ng’abeera mu bitundu bye Wakiso. Kuba 0782387197.

 

Nze Andson 45. Nnoonya sugammami ali ku ARVS nga wa myaka 55. Ali siriyaasi kuba 0786642142.

 

Nze Isaac 30. Nnoonya sugammami ng’ali ku ddagala lya ARVs tweyagale era tukuumagane.

Omwetegefu kuba 0780426286.

 

Nze Bukenya. Nnina emyaka 30 naye njagala atasussa 28 naye ng’atya Katonda. Kuba 0753023549.

 

Nze Fred, mbeera Ntebbe. Nnoonya omukyala owookuwasa atasussa myaka 28. Nze nnina abaana. Kuba 0770993938.

 

Nze NM, 35. Ndi Mulokole. Njagala omukyala atya Katonda, ow’emyaka 25-35 ali siriyaasi okufumbirwa. Tujja kwekebeza omusaayi. Kuba 0758060346.

 

Nze Jerom nkolera UK naye nga kati nazze wendi mu Uganda. Nnoonya omukyala omulungi

ng’alina empisa. Kuba +256759969985 oba 0781892795. 

 

TWAGALA ABASAJJA ABOOBUVUNAANYIZIBWA

NZE Annet Nampijja 38. Mbeera Kawempe, neddira Nte, ntunda matooke. Nnoonya omwami ali ku ddagala lya ARVS, alabika obulungi kuba nange ndi mu mbeera nnungi. Alina okuba ng'alina omulimu, Mulokole, ow’emyaka 40-50 ng’alina empisa. Kuba 0750649561.

 

 Nze Fatuma Namutebi 24. Mbeera Nateete, ntunda dduuka era sizaalangako. Nnoonya omwami alina empisa, afaayo, atya Katonda, akola, nga mwetegefu

okwekebeza omusaayi. Kuba 0758709581.

 

Nze Aisha Namuddu. Mbeera Nateete, neddira Mpologoma, ntunda dduuka era sizaalangako. Nnoonya omwami alina omulimu, empisa nga mwetegefu okugenda mu bakadde bange n’okwekebeza omusaayi. Kuba 0708327136

 

Nze Zulayika Nankya 35. Mbeera Kabowa. Ndi musuubuzi wa matooke era nazaalako. Njagala omwami anampasa, alina empisa, ow’emyaka 40-60 nga mwetegefu okwekeza omusaayi. Kuba 0701857409.

Nze Fatias Namukasa 24.

Mbeera Kabowa, ntunda dduuka,

sizaalangako. Nnoonya omwami

alina omulimu, eddiini, empisa ng’alabika bulungi ate nga

mwetegefu okwekebeza omusaayi.

Kuba 0751258656

Nze Shabibah Namutebi

27. Mbeera Maganjo, nsiba nviiri. Nnoonya omwami ow’okufumbirwa ng’atya Katonda alina empisa, akola, ow’emyaka 40-50. Kuba 0751536189.

Nze Justin 24. Nnoonya omwami ow’emyaka 34-52 tukole omukwano ogw’ekyama. Kuba 0703404654.

Nze Shakilah. Nnina emyaka 25. Nnoonya omwami ow’okufumbirwa. Ayagala kuba 0775479056 twogere.

 

Nze Flavia 25. Nnina omwana. Nnoonya omwami ali wakati w’emyaka 30-50. Kuba 0784354649.

 

Nze Grace 23. Nnoonya omwami ali wakati w’emyaka 30-50. Kuba

0750729176.

Nnoonya omwami ow’emyaka 40- 55. Nze ndi wa myaka 39. Ansiimye kuba 0754733743.

Nze Maria 25, ndabika bulungi. Nnoonya omwami ow’emyaka 26-55. Kuba 0701884526.

Nnoonya omwami ali ku ddagala lya ARVs, alabika bulungi, eyazimba,

ow’empisa tukole obufumbo. Ndi mu Kampala. Kuba 0700422641 twogere.

 

Nze Toppie 35. Nnoonya omwami ow’obuvunaanyizibwa, omukkakkamu, ow’empisa, atya Katonda, ali ku ddagala lya ARVS, ow’emyaka 38-47,

anantwala mu bufumbo Obutukuvu nga Mukatoliki. Kuba 0703540044.

Nze Sharifah 27, nasoma era nkola. Nnoonya omwami ow’emyaka 35-60, eyasoma, akola omulimu gw’obuvunaanyizibwa. Kuba 0751617469.

Nze Brenda 26. Nnoonya omwami ali wakati w’emyaka 35-52 tukole omukwano ogw’ekyama. Kuba 0782126635 twogere ebisingawo.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kamaanyi eyatolosa Ssekabak...

Dan Kamaanyi, eyatolosa ssekabaka Muteesa II ekibabu kya Milton Obote eyalumba olubiri mu 1966 ng'ayagala okumutta,...

Muyigire ku bajulizi abakki...

MUK'OMULABIRIZI wa West Buganda Can.Elizabeth Julia Tamale y'ayigirizza mu kusaba okw'okujjukira abajulizi ba...

Mwesigwa eyagudde mu bazigu mu Kampala ne bamukuba ne bamubbako n'essimu

Eyakedde mu Kampala bamukub...

POLIISI mu Kampala etandise omuyiggo okuzuula abavubuka abateega n'okukuba abantu abakeera mu kibuga okuyiiya....

Dr. George Kiwanuka

E Gomba bazuddeyo omulwadde...

ABATUUZE b'e Gomba basattira oluvannyuma lw'okuzuula omusuubuzi abadde abasuubulako ebirime ng'alina ekirwadde...

 James Kasozi Muwonhe ne muzzukulu we Allan Kazibwe

Omwana atemyetemye kitaawe ...

Omwana akkidde kitaawe n'amutemaatema ng'amulanga kugaana kumuwa mugabo gwe.