TOP

Nkubiraako nkufumbire Kulisimaasi

Added 18th December 2018

Oyagala omusajja afaanana atya? Njagala musajja waakulya naye Kulisimaansi oluvanyuma tukole obufumbo, alina okuba ng'alina amaka, eddiini, empisa, ssente ezisobola okutubeezaawo, atya Katonda ng’ali wakati w’emyaka 35 ne 40.

Amannya ggwe ani?

Nze Faimah Nansubuga

Weddira ki?

Neddira Mmamba.

Olina emyaka emeka?

Nnina 24

Olina abaana bameka?

Nnina omu.

Ozaalibwa wa?

Mbale.

Oyagala omusajja afaanana atya?

Njagala musajja waakulya naye Kulisimaansi oluvanyuma tukole obufumbo, alina okuba ng'alina amaka, eddiini, empisa, ssente ezisobola okutubeezaawo, atya Katonda ng'ali wakati w'emyaka 35 ne 40.

Akusuubiremu ki?

Mutegekedde ettu lya laavu.

Bakufunye batya?

Bakube ku 0758691521.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omusajja yansuulawo ng'omwa...

Nze Scovia Twetise 28, mbeera Bulamu-Gazaya, Texas. Mu 2005, nalina emyaka 15 omusajja yantuukirira n’ahhamba nti...

Eyagenda okusoma ddiguli e ...

Talina mpapula kw’akolera era agamba tasobola kudda kubanga bw’adda taddayo

Abatudde okuva ku kkono; Godfrey Nyola, Saul Kizito, Isaac Ngobya ne Pasita Paul Musisi ate abayimiridde okuva ku kkono; Kennedy Lubogo, Edward Baguma, Jimmy Ssekandi

Aba 'Former Footballers In...

Abaaguzannyako abaabaddewo kuliko; Saul Kizito (Nile FC), Isaac Ngobya (Bell), aba Express okuli Kennedy Lubogo,...

Kamaanyi eyatolosa Ssekabak...

Dan Kamaanyi, eyatolosa ssekabaka Muteesa II ekibabu kya Milton Obote eyalumba olubiri mu 1966 ng'ayagala okumutta,...

Muyigire ku bajulizi abakki...

MUK'OMULABIRIZI wa West Buganda Can.Elizabeth Julia Tamale y'ayigirizza mu kusaba okw'okujjukira abajulizi ba...