TOP

Twagala basajja

Added 4th March 2019

Abakyala abanoonya abaami

 Ng’onyumidde mu langi emmyuufu Weebale kusiima mukwano. Biki ebisinga okukusanyusa ku mubiri gwo ebikuba abasajja? Bingi ddala, amaaso gange ga Ndege, akabina nnina n'ebirala. Mpozzi ggwe ani? Nze Maurine Nabukeera. Obeera wa?  Mutungo Okola mulimu ki? Ntunda bogoya. Olina emyaka emeka? Ndi wa myaka 25 Olina abaana bameka? Nnina omu. Oyagala musajja afaanana atya? Njagala omwami akola, eyasomako, eyazimba ali wakati w’emyaka 38-40, omwetegefu okugenda ewaffe n'okwekebeza omusaayi ng’amanyi omukwano. Bakufunye batya? Bakube  0787325081.

Nze Sarah, ndi munyankole. Nnoonya omwami ali wakati w'emyaka 30-35, ali ku ddagala lya ARVS, amanyi omukwano twerabilire. omwetegefu kuba ku 0704112501.
 
Nnoonya omwami ow'emyaka  38-55. Nze nnina emyaka 33. Njagala wa buvunaanyizibwa. Tusooka mu musaayi. Kuba 0757414954.
 
Nze Aidah Nina 25, nnina omwana omu. Nnoonya omwami  ali wakati w'emyaka 30-45 nga yazimba. Kuba 0752718219.
 
Nze Annet Natabi 42, mbeera Wakiso, neddira Ngeye era nazaalako. Nnoonya omwami ali ku ddagala, asussa emyaka 46, atya Katonda nga mwetegefu okugenda ewaffe. Kuba 0779040333.
 
Nze sanya 31. Nnoonya omwami ow'okufumbirwa. Njagala ali wakati w'emyaka 35-50. Ayagala kuba 0704998103.
 
Nze Irene 22. Nnoonya omwami ow'okufumbirwa. Kuba 0705822971.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ebiragiro by'akakiiko k'ama...

EBIRAGIRO by'akakiiko k'amasaza bitemyemu abaddukanya ttiimu ezenjawulo ng'abamu babiwagira ,ate ng'abalala bawera...

Aba akeedi bawanjagidde Gav...

ABAKULEMBEZE ba KACITA balabudde nti bavudde ku nkola y'akakiiko akassibwaawo okulambula akeedi mu Kampala okukakasa...

Dr. Emmanuel Diini Kisembo eyaloopa omusango gw'ebyokulonda

Omusango ogwawaabirwa akaki...

KKOOTI enkulu etuula ku Kizimbe kya Twed Towers mu Kampala etandise okuwulira omusango ogwawaabirwa akakiiko k'ebyokulonda...

Omubaka Kato ekyenda bakizz...

OMUBAKA Kato Lubwama owa Lubaga South asulirira kusiibulwa oluvanyuma lw’ekyenda ekibadde kikuumirwa ebweru w’olubuto...

Kajoba azzeemu okukwatagana...

Ku wiikendi Vipers SC yawadde omutendesi Kiwanuka endagaano ya myaka ebiri okumyuka omutendesi Fred Kajoba ng’ono...