TOP

Alina laavu ng'onoonfunira omulimu oli wa?

Added 14th May 2019

Nneetaaga omwami asobola okundabirira n'omwana wange, alina empisa, laavu, anaanfunira omulimu nga mwetegefu okugenda ewaffe n'okwekebeza omusaayi nga wa myaka 27 n’okweyongerayo.

Ggwe ani?

Shamim Nakato

Obeera wa?

Jinja

Okola mulimu ki?

Ntunda dduuka

Olina emyaka emeka?

Nnina 23.

Olina abaana bameka?

Nnina omu.

Oyagala mwami afaanana atya?

Nneetaaga omwami asobola okundabirira n'omwana wange, alina empisa, laavu, anaanfunira omulimu nga mwetegefu okugenda ewaffe n'okwekebeza omusaayi nga wa myaka 27 n'okweyongerayo.

Bakufunye batya?

Ssimu 0708631701.

Twagala abasajja abayonjo

NNOONYA omwami ow'empisa twagalane. Kuba 0756088619. Nnoonya omwami omulungi, ali ku ARVs. Njagala Munyankole oba Omunyarwanda, Omukatoliki, Omulokore oba Omukristaayo. Owenkima n'Embogo temukuba. Njagala wa myaka 35-50. Kuba O75I354493.

Nze Shakirah 29. Nnoonya omwami ow'emyaka 30-50. Ayagala kuba 0789071232.

Nze Rashida 29. Nnoonya omwami ow'okufumbirwa. Ayagala kuba 07701143975.

Nze Bridget 28. Nnoonya omusajja ow'emyaka 35-55. Kuba 0708215815. Nnoonya omwami alina empisa. Kuba 0752733209.

Nze Juliet 44. Mbeera Jinja. Nkola mu saluuni, ndi ku ddagala lya ARVS. Njagala omusajja wa myaka 50-75, ali ku ddagala, alabika obulungi nga nze ate ng'akola nga nze. Nze nneesuza sipangisa. Kuba 0775608709.

Nze Carol 25. Nnoonya omwami ow'okufumbirwa. Ayagala kuba 0704942822.

Nze Annet. Nnoonya omwami ow'okufumbirwa. Ayagala kuba 0704900693.

Nze Annet Nakayenga, 48. Mbeera Makindye, ntunda dduuka, nazaalako. Nneetaaga omwami wa buvunaanyizibwa nga myaka 50 n'okweyongerayo, akola, alina empisa nga mwetegefu okwekebeza omusaayi. Kuba 0704142272.

Nze Sasha Nakyanzi 26. Mbeera Bwaise. Nnoonya omusajja bwe tunaakwatagana tukole obufumbo obwanamaddala. Kuba 0705458225.

Nze Nishat 27. Mbeera Masaka. Nnoonya omwami omukkakkamu, ow'eddiini n'empisa nga ate mutetenkanya kubanga nange bwendi. Nnina abaana basatu era nninako obulemu ku kugulu naye si bwa maanyi era ndabika bulungi nnyo. Asiimye nkubiraako ku 0703728637.

Nze Sumaya Najjuko 28. Mbeera Kawempe. Nnoonya omwami omwesimbu ng'atya Katonda tukole obufumbo. Kuba 0703403749.

Nze Irene 24. Nnoonya omwami ow'okufumbirwa. Ayagala kuba 0754508118.

Nze Sylvia 32. Nnoonya omwami ow'emyaka 37-45, omukkakkamu nga takozesa kitamiiza kyonna. Kuba 0753274407.

Nze Shakirah 29. Nnoonya omwami ow'emyaka 35-55. Ayagala kuba 0708160665.

Nze Nabweteme 30. Njagala omwami ow'emyaka 35- 40 nga mwetegefu okunnyanjula mu bakadde bange. Tusooka kwekebeza musaayi. Njagala omwami nga munene. Ali siriyaasi kuba 0708424604.

Nze Swaburah 36. Mbeera Busega. Nnoonya omwami ow'okufumbirwa, omuwanvu, ow'emyaka 40-50 nga mwetegefu okukola obufumbo n'okwekebeza omusaayi. Kuba 0708 484818.

Nze Sheilah 24, mbeera Kireka. Njagala omwami ow'okufumbirwa, akola, ow'obuvunaanyizibwa ng'ali wakati w'emyaka 30-47. Ali siriyaasi kuba 0704343319.

Nze Amina. Ndi muwala mulungi era ntunda sipeeya, nnoonya omusajja twagalane mu kyama. Kuba 0778838085.

Nnoonya omusajja Omusiraamu, omukozi ng'alina eddiini. Kuba ku 0759705767.

Nze lrene. Mbeera Jinja, ndi ku ddagala lya ARVS. Njagala omusajja nga naye ali ku ddagala nga wa myaka 50-70. Kuba 0788133659.

Ndi mukazi mulungi era nnina ffi ga. Nnoonya omusajja tukole omukwano ogw'ekyama. Kuba 0708300120.

Nze Annet Nakalema 35. Mbeera Wobulenzi, nazaalako, ntunda byakulya. Nnoonya omwami okuva ku myaka 45 n'okweyongerayo ng'ali ku ddagala lya ARVS, amanyi omukwano, alina empisa. Kuba 0750533042.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Oba Daddy Andre ne Nina Roz...

Getwakafuna ge g’omuyimbi ow’erinnya Daddy Andre alabikidde mu bifaananyi ku mukutu gwa Twitter ng’ali n’omuyimbi...

Chanddiru ne mukwano gwe ng'amubudaabuda.

Omusomesa eyakubiddwa ttiya...

OMUSOMESA eyakubiddwa akakebe ka ttiyaggaasi mu liiso alongooseddwa n’akukkulumira poliisi olw’obuvune bwe yamutuusizzaako...

Musumba munsabireko embeera...

WALIWO enjogera egamba nti mu kutya Mukama amagezi mwe gasookera. Enjogera eno yatuukidde bulungi ku muyimbi Sofie...

Ab'e Mbale basabye Kiwanda ...

ebyetaaga okutumbula mulimu; ekkuumiro ly’ebisolo erya Elgon National Park, ebiyiriro by’e Sipi, olusozi Masaba...