TOP
  • Home
  • Abanoonya
  • Omukazi alina ettutumu ng'oli wa bbeeyi nkooneraako

Omukazi alina ettutumu ng'oli wa bbeeyi nkooneraako

Added 21st May 2019

Nneetaaga mukyala ow’obuvunaanyizibwa, alina ettutumu, ow’ebbeeyi omusawo, omubaka wa palamenti, looya n'abalala. Njagala wa myaka 30 n’okweyongerayo.

Amannya ggwe ani?

Lukas Mutyaba

Obeera wa?

Mityana - Kikonge

Okola mulimu ki?

Ndi mulimi era mulunzi

Olina emyaka emeka?

Ndi wa myaka 28.

Olina abaana bameka?

Ssizaalangako

Oyagala mukyala alina bisaanyizo ki?

Nneetaaga mukyala ow'obuvunaanyizibwa, alina ettutumu, ow'ebbeeyi omusawo, omubaka wa palamenti, looya n'abalala. Njagala wa myaka 30 n'okweyongerayo.

Bakufunye batya?

Bakube 0758228764.

Abakazi abalungi muli wa ?

NNOONYA sugammani nga munene, alina ennyonta y'omukwanotukole omukwano. Nneetaaga wa myaka 35-55 nga ali siriyaasi. Nze John Mark 27. Mbeera Bukoto. Nkubiraako ku 0752608329.

Nze Kaliisa 30, mbeera Jeza. Nnoonya omukazi ow'emyaka 30-55 ayazimba mu Kampala n'emiriraano. Sisosola mu ggwanga. Ali siriyaasi akube 0779651171.

Nze Moses Masette 54. Njagala omukyala omwetegefu okubeera mu bufumbo ng'akyazaala, ow'emyaka 33 - 40 nga tya Katonda. Kuba 0788436814 oba 0759256488.

Nnoonya omukyala amanyi omukwano, ow'emyaka 30-35, owa katakketakke tukole omukwano ogw'ekyama. Kuba 0782275090.

Nze Sula. Nze Zziwa 38, mbeera mu Kampala, nkola era sipangisa. Njagala omukyala owookuwasa nga naye akola, eyakoowa ebyekiyaaye. Omwetegefu okuntwala mu bakadde be annyanjule, ayagala nnyo Katonda, ng'ali wakati w'emyaka 25-45. Alina ebyo nkubira ku 0786832123.

Nze Julius K. Nnoonya mukyala ow'emyaka 25-35, akola ng'ateesa. Kuba oba weereza obubaka ku 0757099079.

Nnoonya omuwala omulungi, alina ffiga, ow'empisa, ow'emyaka 18-20. Oteekwa okuba ng'oli mu Kampala. Kuba 0779538233.

Nze Ssali 30, njagala omukyala ow'emyaka18-28. Ateekwa okuba nga mwetegefu okubeera nange,alina empisa twagalane.Kuba 0753390882.

Nze Katumba Gonzaga 33. Mbeera Kalangala n'azimba, nnina omulimu n'abaana basatu. Njagala omukazi ow'emyaka 22- 30. Atasobola kulima na kulabirira baana bange saagala. Owenkima /Owente totawaana. Kuba 0774474071 oba 0754735090.

Nze Junior Knob 28. Ndi muyimbi. Nnoonya sugammami. Kuba 0782115655 oba 0753102126.

Nze Kalyango, mbeera Kampala. Nnina emyaka 35. Njagala omuwala omwetegefu okumukuba mbaga n'okwekebeza omusaayi. Kuba 0752167625.

Nze Ronald 37. Ndi Muganda. Njagala omukyala atya Katonda, alina empisa tukole omukwano asobola nkubireko twogere ebisingawo 0757725167.

Nnoonya omukazi munene, omumpi, ow'empisa, ow'emyaka 20-30, afaayo. Kuba 0788450266.

Nnoonya omukyala omulungi, alina empisa ne ku ssente, tukole omukwano. Nze ndi wa mwaka 22. Mbeera Buikwe. Owempologoma totawaana. Kuba 0779038226.

Nze John 39. Mbeera Kakiri. Ndi mulunzi wa nkoko. Nnoonya omukazi omulungi, omunene ng'alina ku ssente. Kuba 0703599113 oba 0772163670.

Nnoonya omukazi omunene, omumpi, ow'empisa ow'emyaka 20 -30 ng'afaayo. Kuba 0788450266.

Nze Joseph. Nnoonya omukyala ow'emyaka 25-35 nga musuubuzi, omusawo oba musomesa. Kuba 0779859752 oba 0701174584.

Nze Badru T 35. Njagala alina ewuwe ne ssente, amanyi omukwano, owemyaka 30-40. Tujja kwekebeza omusaayi. Kuba 0706202687.

Nze Ibrahim. Nnoonya omukyala ow'obuvunaanyizibwa ayagala okukola omukwano. Njagala akola asobola okunyongerako. Nasoma, ndi wa myaka 26. Njagala wamyaka 26-35. Atalina siriimu yekka kuba 0702872461 oba 0788013647.

Nze SS 55. Nnoonya omukyala atali mwenzi, ow'emyaka 30 n'okudda wansi. Ali siriyaasi nsobola okumuwa eky'okukola. Kuba 0750558157.

Nze Emma 35. Nnoonya omukyala ow'emyaka 25-34 nga wa mpisa tukole amaka. Kuba 0752974570.

Nnoonya sugammami ow'emyaka 25-45 tukole omukwano ogw'ekyama. Nze nnina 43. Nnina laavu nnyingi. Kuba 0702763528.

Nze Patrick 27. Njagala omukyala alina ku ssente ng'ali mu Kampala n'emiriraano. Ali siriyaasi kuba 0704838434.

Nze Hannington Bwambale. Mbeera Nalya Estate. Nnoonya omukyala ali wakati w'emyaka 30-40, akola ate nga mwetegefu okukola obufumbo. Kuba 0757422419.

Nze Moses Steven 24. Mbeera Fort Portal. Njagala omukazi wa myaka 20-25 ng'akola. Kuba 0758748890 oba 0789225407.

Nze William 25, mbeera Mukono. Nnoonya sugammami alina ku ssente tukole omukwano ogw'ekyama. Kuba 0759622802.

Nze Emma 28. Ndi Munyankole. Nnoonya omukyala ow'okuwasa ng'alina kyakola nga nze. Kuba 0786088696 0706520530.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Embiranye ku kifo ky'obwap...

OKUNOONYEREZA okukoleddwa Vision Group kuzudde nti okuvuganya mu bitundu bya Uganda kusinga mu Buganda, wakati...

Hosyn Kiiza oluusi eyeeyita Farouk asindikiddwa mu kkomera e Kitalya

Farouk bba wa Julie Underwo...

BBA wa munnakatemba Julie Underwood azannya nga Sharon mu ba Ebonies, Hosyn Kiiza oluusi eyeeyita Farouk asindikiddwa...

Isima Mutagaya

Owa Mobile Money asindikidd...

KKOOTI ya Buganda Road esindise omukozi wa Mobile money mu kkomera e Kitalya nga kigambibwa nti yabba ssente obukadde...

Kasasa

Kkooti egobye okusaba kw'ab...

KKOOTI Enkulu ey’ebyettaka egobye okusaba kw’abaana ba Sekabaka Muteesa mwe babadde baagalira okubakkiriza okujulira...

Pte Asiimwe (ku kkono), Pte Mugabi, 2Lt Kasmula ne 2Lt Ankunda mu kaguli ka kkooti gye baavunaaniddwa n’abaserikale ba poliisi e Makindye.

Boofiisa basimbiddwa mu kko...

BOOFIISA ba poliisi basimbiddwa mu kkooti y’amagye ne bavunaanibwa okusomola ebyama bya Gavumenti ne babigabira...