KIKI mwana mulenzi?
Ndi bulungi mukwano.
Obulamu bugamba ki?
Bwandibadde bulungi naye bulina ekibulako.
Kiki ekyo?
Nkooye okuba nzekka
Mpozzi ggwe ani?
Andrew Mulesa
Obeera wa?
Ttula Kawempe
Okola mulimu ki?
Nkola mu byamasannyalaze
Abaana olina bameka?
Ssizaalangako.
Oyagala mukyala alina bisaanyizo ki?
Nneetaaga alina ku ssente, akola, amanyi omukwano, afaayo, alina empisa ng'ali wakati w'emyaka 30 ne 35.
Bakufunye batya?
Bakube 0753367995.