TOP
  • Home
  • Ssenga
  • Banoonya abasajja abateemotyamotya mu laavu

Banoonya abasajja abateemotyamotya mu laavu

Added 19th August 2019

Abakazi abanoonya abasajja abateemotyamotya mu laavu.

 Ggwe ani?  Sharon Namubiru Obeera wa? Busega Okola mulimu ki? Ntunda dduuka. Weddira ki? Mmamba Olina emyaka emeka? Ndi wa myaka 20.  Olina abaana bameka? Ssizaalangako Ozaalibwa wa? Nsibuka Mityana.  Oyagala mwami afaanana atya? Nneetaaga omwami alina ku ssente, empisa okuva ku myaka 28-35, omwetegefu okukola obufumbo, okwekebeza omusaayi, omwesimbu, atasussa mwana omu. Bakufunye batya? Bakube 0702569888.

Ggwe ani? Sharon Namubiru Obeera wa? Busega Okola mulimu ki? Ntunda dduuka. Weddira ki? Mmamba Olina emyaka emeka? Ndi wa myaka 20. Olina abaana bameka? Ssizaalangako Ozaalibwa wa? Nsibuka Mityana. Oyagala mwami afaanana atya? Nneetaaga omwami alina ku ssente, empisa okuva ku myaka 28-35, omwetegefu okukola obufumbo, okwekebeza omusaayi, omwesimbu, atasussa mwana omu. Bakufunye batya? Bakube 0702569888.

Nze Milly, nnoonya omwami owekyama. Ansiimye kuba 0751745233.
 
Nnoonya omwami alina siriimu, ow'emyaka 40 n'okweyongerayo, ali siriyaasi nga wa mpisa. Nze nkola, nnina omwana omu. Kuba 0775828320.
 
Nnoonya omusajja nga mwetegefu okumpasa n'okugenda ku musaayi ne mu bazadde bange. Kuba 0703703865.
 
Nze Barbra 26. Nnina omwana. Nnoonya omwami ali wakati w'emyaka 30-50. Ansiimye kuba 0750729176. .
 
Nze Shalon. Nnoonya omwami ow'okubeera naye. Kuba 0700204933.
 
nze mumbejja sylvia 27. Nnoonya omusajja ow'emyaka 35-55 . Ansiimye kuba 0777518486.
 
nze nabatanzi 29. Nnoonya omwami ow'okufumbirwa. Njagala wa myaka 35-55. ayagala kuba 0701143975.
 
Nnoonya omusajja Omulokole anannyanjula. Kuba 0777094141.
 
Nze Lorah. Nnoonya omusajja omukulu mu birowoozo era nga asobola okunnyamba mu misomo gyange. Emyaka si kikulu kasita aba ng'amanyi Omutonzi. Kuba 0789243439.
 
Nnoonya omwami ow'empisa gwe naafaako naye anfeeko ate nga ne Katonda amuwa ekitiibwa. Ansiimye nkubiraako ku 0751162675.
 
Nnoonya omwami omwetegefu okuwasa. nze NMA 29. Njagala mulungi, wa myaka 35-40 abeera mu Kampala, alina empisa nga muntumulamu. Anneetaaze kuba 0700534129.
 
Nze Nabbaale. Nnoonya omusajja ow'okufumbirwa ng'ali wakati w'emyaka 20-28. Anneetaaze kuba 0700789891.
 
Nnoonya omwami ow'okufumbirwa, eyazimba mu Kampala nga wa myaka18-25. Ali siriyaasi kuba ku 0708545237 twogere ebisinga wo.
 
Nze Aminah 27,  mbeera  Ttula. Nnoonya omwami ow'eddiini, ow'obuvunaanyizibwa nga wa myaka 37-50 . Nina abaana babiri nga ndi muwala munene. Ansimye kuba 0703403749.    
 
Nze Shaluwah 28.  Nnoonya omwami ow'empisa, omukkakkamu nga ate mutetenkanya kubanga nange bwendi. Nnina abaana basatu naye ndabika bulungi. Nninamu obulemu.Kuba 0703728637.
 
Nze Caroline Nabukenya 34. mbeera Kyengera. Nsiba nviiri, nnazaalako. Nnoonya omwami ow'emyaka 37-45, atya katonda, ng'alina empisa. Sifa ku ddiini. Tujja kwekebeza omusaayi. Kuba 0755141312.
 
Nze Rahamah Nakito 40. mbeera Mutungo, nneddira Ngeye, nnazaalako. Nneetaaga omwami ali ku ddagala, ng'alabika bulungi nga nze, atya Katonda, nga ttali bubi mu byenfuna, omwetegefu okukola obufumbo nga wa myaka 40-50. Kuba 0752363820.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Avuganya Ssekandi ku ky'omu...

RICHARD SEBAMALA avuganya omumyuka wa Pulezidenti, Edward Kiwanuka Sekandi ku babaka bwa Palamenti obwa Bukoto...

Lubega

Ebikonde sibyevuma - Lubega

OMUGGUNZI w'ehhuumi, Joey Vegas Lubega annyuse ebikonde oluvannyuma lw'emyaka 23 bukya alinnya kigere kye ekisooka...

Donald Trump

Trump alemeddeko ku by'akal...

EBY’AKALULU ka ssaayansi byongedde Donald Trump n’ategeeza nga bw’ali omusajja omukulu atayinza kukkiriza kuleka...

Paapa eyawummula Joseph Aloisius Ratzinger

Paapa Joseph Aloisius Ratzi...

PAAPA Benedict XVI eyawummula ng’amannya ge ag’obuzaale ye Joseph Aloisius Ratzinger muyi. Ratzinger 93 obulwadde...

Abaabadde balambula ppaaka ekolebwa.

Abakola ppaaka enkadde bale...

Bakansala ba KCCA abatuula ku kakiiko akateekerateekera ekibuga n’okuzimba nga bali wamu n’abakugu baalambudde...