
Endabika yo enkubye
Weebale kusiima
Kirabika amata onywera ddala agawera.
Kituufu kuba nnina ente ze neerundira.
Mpozzi ggwe ani?
Nze Siifa Natukunda
Obeera wa?
Mbeera Bushenyi ne bazadde bange.
Simanyi olinayo ku baana?
Nina omwana omu.
Kirabika onyumirwa obulamu?
Si nnyo nga bwe nandibwagadde.
Ate kiki ekigaanyi?
Anti nneetaaga omubeezi olwo obulamu bunnyumire ddala.
Weeataaga afaanana atya?
Njagala omwami ng'alina omulimu n'empisa ate nga talina mukyala mulala. Njagala okuva ku myaka 35 n'okweyongerayo nga mwetegefu okugenda mu bazadde bange. Ndi ku ssimu, 0752342710.