TOP

Nnoonya omukazi atazaalangako

Added 25th September 2019

Njagala omukyala ali wakati w’emyaka 18-21 nga Musiraamu eyasomako waakiri n’akoma mu S6. Omuyonjo ate nga si muyaaye ate nga mwetegefu okufumbirwa n’okuzaala naye nga tava mu bitundu by’engulu.

Amannya ggwe ani?

Nze Abdul Ssennabulya

Okola mulimu ki?

Ndi mubazzi akola entebe za sofa

Obeera wa?

Mbeera Kasokoso.

Olina emyaka emeka?

Nina emyaka 20.

Olina abaana bameka?

Sizaalangako era n'omukazi njagala atazaalangako.

Oyagala mukyala atya?

Njagala omukyala ali wakati w'emyaka 18-21 nga Musiraamu eyasomako waakiri n'akoma mu S6. Omuyonjo ate nga si muyaaye ate nga mwetegefu okufumbirwa n'okuzaala naye nga tava mu bitundu by'engulu.

Akusiimye akufuna atya?

Asobola okukuba ku ssimu nnamba 0701687531 wadde talina mulimu naye ekikulu kyakuba nga tazaalangako.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

   Jane Nnabukeera eyasudde bbebi mu kabuyonjo

Wuuno maama eyasudde bbebi ...

Poliisi egamba nti Nnabukeera ng'amaze okusuula omnwana we mu kaabuyonjo yaddayo n'abikira abatuuze nga bwe yamufiiriddeko...

Mutumba eyakumye ku nnyumba ye omuliro ne mufiiramu bbebi we Nambooze

Akumye ku famire ye omuliro...

Ronald Mutumba okuva mu mbeera kiddiridde okukubira nga mukyala we Annet Mirembe amasimu nga tagakwata ate ng'olumu...

Abakulembeze mu Kawempe ben...

ABAKULEMBEZE ba LC mu Kawempe balaze obwennyamivu eri balandiroodi abasusse okugobaganya abapangisa nga babanja...

"Abatakisi bafunye obukodyo...

POLIISI erabudde nti egenda kukola ekikwekweeto ku batakisi abasiize endabirwamu z’ebidduka byaber langi nga bagenderera...

Gav't ekkirizza abagwiira 1...

UGANDA ekkirizza abagwiira 165 abaali basiibirwa muno ng’eggadde ensalo olw’obulwadde bwa COVID 19 okudda ewaabwe....