TOP

Ananzaalira abaana abawala jjangu nkuwase

Added 24th March 2020

Amannya ggwe ani? Henry Matovu Obeera wa? Kyengera Olina emyaka emeka? Nnina 29 Wazaalako? Nninayo abaana abalenzi kati nnoonya omukyala ananzaalirayo kasukaali.

Amannya ggwe ani? Henry Matovu Obeera wa? Kyengera Olina emyaka emeka? Nnina 29 Wazaalako? Nninayo abaana abalenzi kati nnoonya omukyala ananzaalirayo kasukaali.

Okola mulimu ki? Ndi mulunzi wa nkoko era nneekozesa.

Omukyala oyagala alina bisaanyizo ki? Njagala omukyala atazaalangako naye nga yasomako waakiri okutuuka mu siniya 4, ali wakati w'emyaka 25-30, alina empisa n'eddiini naye nga mwetegefu okuzaala n'okuyiga omulimu gwenkola.

Wabula alina okuba nga mwetegefu okumukebera omusaayi naye ow'ebbuba eringi n'ayombayomba ennyo totawaana.

Akwetaaze akufuna atya? Ndi ku ssimu nnamba

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omusajja yansuulawo ng'omwa...

Nze Scovia Twetise 28, mbeera Bulamu-Gazaya, Texas. Mu 2005, nalina emyaka 15 omusajja yantuukirira n’ahhamba nti...

Eyagenda okusoma ddiguli e ...

Talina mpapula kw’akolera era agamba tasobola kudda kubanga bw’adda taddayo

Abatudde okuva ku kkono; Godfrey Nyola, Saul Kizito, Isaac Ngobya ne Pasita Paul Musisi ate abayimiridde okuva ku kkono; Kennedy Lubogo, Edward Baguma, Jimmy Ssekandi

Aba 'Former Footballers In...

Abaaguzannyako abaabaddewo kuliko; Saul Kizito (Nile FC), Isaac Ngobya (Bell), aba Express okuli Kennedy Lubogo,...

Kamaanyi eyatolosa Ssekabak...

Dan Kamaanyi, eyatolosa ssekabaka Muteesa II ekibabu kya Milton Obote eyalumba olubiri mu 1966 ng'ayagala okumutta,...

Muyigire ku bajulizi abakki...

MUK'OMULABIRIZI wa West Buganda Can.Elizabeth Julia Tamale y'ayigirizza mu kusaba okw'okujjukira abajulizi ba...