TOP

Njagala ananjagala nga bwendi

Added 31st March 2020

Njagala ali wakati w’emyaka 50 - 55, alina omulimu, omwetegefu okundabirira, okunfunira eky’okukola n’okugenda mu bakadde.

NZE Suzan Nankya 49, neddira Mamba mbeera Kawempe. Nneetaaga mwami wa buvunaanyizibwa nga Muganda okusinga nga Mukatoliki.

Njagala ali wakati w'emyaka 50 - 55, alina omulimu, omwetegefu okundabirira, okunfunira eky'okukola n'okugenda mu bakadde.

Tulina okwekebeza omusaayi. Ssimu 0704503172.

Nnoonya omusajja ali wakati w'emyaka 30 - 45. Njagala nga mwetegefu okumpasa. Omwetegefu nkubira ku 0773116826.

Nze Diana Kyampiire 31, ndi musuubuzi nga nzaalibwa Rukungiri.

Nnazaakola naye ndabika bulungi ddala. Njagala omwami akola amanyi omukwano okuva ku myaka 40 okweyongerayi.

Ssimu 0754455753. Nze Shakirah Nakintu 29, nneddira Mpologoma, mbeera Masaka nga ntunda dduuka. Nnina omwana omu era nasomako.

Njagala omwami okutandikira ku myaka 35 n'okweyongerayo nga mwetegefu okwekebeza omusaayi. n'okugenda mu bazadde ate ng'akola. Kuba 0701143975.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Micheal Kinene Akomyewo na ...

Micheal Kinene Akomyewo na Nkuba mpya Omuyimbi Micheal Kinene akomyewo na nkuba mpya oluvannyuma lw'okumala...

Akulira UNEB Dan Odongo.

UNEB be yasunsudde okutegek...

Bya Benjamin Ssebaggala  AKAKIIKO akagaba n'okusunsula abakozi mu minisitule y'ebyenjigiriza (Education Service...

Omusawo ng'agezesa bwe balongoosa.

''Mukebere abalwadde endwad...

AKULIRA eddwaaliro ly’e Mulago, Dr. Byarugaba asabye abasawo abalongoosa endwadde nga kkansa w’omu byenda essira...

Abamu ku baabadde mu lukiiko.

Ababadde basolooza busuulu ...

ABATUUZE beekubidde enduulu mu boobuyiinza babayambe obutatundirwa mu bibanja byabwe okubafuula emmomboze. Kiddiridde...

Omusajja ng'afuuyira mu ntebe z'omutuuze.

Balimwezo ne KCCA baggudde ...

Ekitongole kya KCCA nga bali wamu ne Balimwezo Community Foundation batongozza okufuuyira ebiku n’ebiyenje nnyumba...