TOP

Tunoonya abakyala abalina kebeekoledde

Added 26th May 2020

Nneetaaga omukyala omukkakkamu, alabika bulungi, alina empisa okuva ku myaka 18 ne 28 omwetegefu okwekebeza omusaayi.

 Ssali

Ssali

Amannya ggwe ani? Nze Shafik Ssali 30.

Weddira ki? Neddira Nkima.

Obeera wa? Mbeera Kawempe nga nina omwana omu.

Okola mulimu ki? Ndi makanika.

Weetaaga omukyala ali atya? Nnetaaga omukyala omukkakkamu, alabika bulungi, alina empisa okuva ku myaka 18 ne 28 omwetegefu okwekebeza omusaayi.

Bakufuna batya? Bakube ku 0787066153.

 

Nze Mercy ow'e lganga nga nnina emyaka 27 n'omwana omu, nnoonya omusajja anandabirira ng'ali wakati w'emyaka 35 ne 40 kuba ku ssimu nnamba 0754004549.

Nze Justine nga mbeera Wobulenzi nnina emyaka 25, noonya omwami wakati w'emyaka 35-45 ng'atya Katonda era nga mwetefu okubeera nange. Asiimye kuba 0778832986 or 0706857041.

Nze Maria noonya omwami ali wakati ow'emyaka 40 ne 60 nga yazimba. Nze nsobola ekyalo n'ekibuga nga nnina emyaka 30 era mbeera Masaka. Tujja kugenda ku musaayi sifa ku ggwanga oba eddiini, kuba 0754153398.

Nze Mulongo Phillo, mbeera Mutungo. Nnina emyaka, 38, nasomako, ndi mu bizinensi. Nnoonya musajja wakati w'emyaka 38 ne 49 ng'atya Katonda, omukozi, mulungi ng'ali ‘serious'. Tulina okwekebeza omusaayi. Kuba 0754553911.

Nze Debbie 35, mbeera lganga. Nnoonya omwami nga mwetegefu okundabirira. Njagala ali wakati w' emyaka 38-56 ng'ali ku ddagala lya ARVS. Kuba ku ssimu 0705474785.

Nnina emyaka 48 siri mugagga. Njagala omwami wakati w'emyaka 48 ne 50 nga Mulokole, abeera Kampala nga takyayagala bya kuzaala, omwetegefu okwekebeza omusaayi, kuba 0758259859.

Nze Sharifah, 30, neddira Nte nga mbeera Ntebe ntunda dduuka. Nneetaaga mwami omwetegefu okukola obufumbo, ananjagala n'omwana wange ng'akola ng'aweza emyaka 38 n'okweyongerayo ate nga mwetegefu okwekebeza omusaayi. Kuba ku ssimu 0787562746.

Nze Esther mbeera Luwafu nga nnina omwana omu. Njagala musajja ayagala okuzaala, ng'akola, nkolera mu Owino era nneekozesa nga neddira Nkima. Nneetaaga omusajja eyeetegese okuwasa ali wakati w'emyaka 35 ne 48, nze nnina 24. Kuba 0701518323 oba 0780400224,tulina okugenda ne batukebera musaayi. 

 

Njagala musajja anaambiita

Nkuyambye ntya nnyabo?

Nnoonya anaambiita.

Kale amannya go ggwe ani? 

Nze Aisha, Nakazibwe. (mu kifaananyi)

Weddira ki?

Ndi wa Nnyonyi Nyange.

Obeera wa?

Ndi w'e Mityana e Wabigalo.

Olina emyaka emeka? 

Ndi wa myaka 30.

Oyagala musajja alina bisaanyizo ki? 

Njagala omusajja eyeesobola, ng'asobola okundabirira, ng'alina empisa, sisosola mu langi na ggwanga, wabula ow'ekika ky'Ennyonyi tatawaana.

Njagala ng'anaasobola okunkwasizaako okumaliriza ekizimbe kyange.

Kati akwetaaga akufunye atya?Akuba ku 0782065859 oba 0759386383.  

 

Tunoonya abakyala abasobola okukola

Nze Grace okuva e Jinja, noonya omukyala owekyama okuva ku myaka 30 okutuuka ku 40 era ng'alina ssente. Nze ndi wa myaka 25 era naakatandikawo ka bizinensi akatono. Asiimye kuba ku 0701791470.

Nze CK nnina emyaka 44. Njagala sugar mummy ng'alina ku ssente ate nga musawo. Saagala abipinga kuba 0757418982 oba 0783358522 twogere.

Nze John, 27, e Lugazi nnoonya omukazi ali wakati w'emyaka 19 ne 26 ng'alina ennyota y'omukwano, nga talina mwana. Kuba 0751345928, okukebera omusaayi kye kisooka.

Nze Mulumba nga mbeera mu Ndeeba nnoonya omukazi omulungi ow'emyaka wakati wa 30 ne 40 alina ku ssente kuba 0753611604.

Nze Frank nga mbeera Kasubi, 35, nnoonya omukyala nga sugar mummy. Nze ssente sirina naye nnina laavu. Njagala ali wakati w'emyaka 30 ne 45 nga anaanteekamu ssente. Njagala ali ‘serious' kuba ku 0776232126.

Nze Kiryowa nnoonya mukazi ow'okuwasa kuba 0702031806.

Nze Sekitto, 38, e Mbale, nnoonya omukazi omumalirivu ali wakati w'emyaka 24 ne 30 eyeetegese okufumbirwa nga tujja kwekebeza omusaayi, kuba ku 0756426098.

Nze Abdul ow'e Pallisa nnooya omukazi nga tazaalangako nange sirina mwana nga wa myaka 20 ku 22 nze nnina 20 kuba 0781146081.

Nze Andy, 27, nnoonya sugar mummy wakat w'emyaka 26 ne 35 nga si munene kuba 0702926949.

Nze Moses, 27, mbeera Mukono. Njagala omukazi ow'emyaka wakati wa 19 ne 26, omwetegefu okubeera mu kyalo nga yasomako, alina empisa nga talina mwana. Kuba 0777 671983.

Nze Robert nnooya omukazi ng'akola. Sifuddeeyo ku myaka ng'alina ku ssente kuba 0708031816.

Nze Dennis nnoonya omukazi akola omulimu nga mulungi oba sugar mummy sifuddeeyo ku myaka nze nnina 24 kuba 0708840653/0778734110.

Nze JB mbeera Ggaba, nnina emyaka 20 nneetaaga sugar mummy alina ku ssente nga mwetegefu okukola omukwano nage, okwekebeza omusaayi sifa ku ddiini, kuba 0751352975 ne 0786243579.

 

Okulabula

KKAMPUNI ya New Vision n'olupapula lwa Bukedde tetuvunaanyizibwa ku biyinza kuva mu kufulumya abantu abanoonya wadde ebiyinza okubaawo nga bamaze okufuna abaagalwa. Obuvunaanyizibwa bwaffe bwa kufulumya ebyo ebituweerezeddwa mu mabaluwa, essimu, omukutu gwaffe ogwa 8338 ne e-mail. Kirungi bw'oba ofunye akusiima , omusisinkane n'omuntu omulala yenna gwe weesiga ate mu kifo eky'olukale. Ekirala, bw'oba oweereza obubaka bwonna kozesa ennamba yo ey'essimu sso ssi ya mulala. Gy'oweererezzaako obubaka gye tujja naffe okufulumya.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lubega akulembedde ne Amatos ku kkooti e Makindye.

Abaali bafera paasita basin...

ABASUUBUZI b'omu Kampala basindikiddwa mu kkomera lwa kugezaako kufera Paasita ssente ezikunukkiriza mu buwumbi...

Spice Diana asiibuludde aba...

Bya Mukasa Lawrence  ABAYIMBI okuli Spice Diana ne munne Fik Femaika bavuddeyo ne baduukirira abasiraamu ku...

Abakozi ba Rock bavudde mu ...

Bya Phoebe Nabagereka Abakozi mu kampuni ya Roko e Gerenge mu town council ye Katabi bekalakasiza nga balaga...

FDC evumiridde effujjo erik...

Bya Doreen Namaggala AMYUKA ssabawandiisi w'ekibiina ki FDC, Arnold Kaija asabye bannayuganda okukomya okutiisatiisa...

Abazigu balumbye ekigo ne b...

Abazigu ababadde n'ebijambiya, emitayimbwa saako ennyondo bazinze ekigo kya Kabulamuliro Catholic Parish, ne bamenya...