
Obulamu bwa Mandela mu bifaananyi. Wano ng'ali n'abakulembeze b'amawanga ag'enjawulo wamu ne basereebu.
Mandela n'omugenzi Margaret Thatcher eyaliko Katikkiro wa Bungereza
Mandela n'omugenzi Col. El Muammer Gaddafi
Mandela ne Katikkiro wa Bungereza David Cameroon
Nelson Madiba Mandela
Mandela ng'ali ne Hillary Clinton
Mandela ng'ali ne Hillary Clinton
Mandela ne Fidel Castro eyali Pulezidenti wa Cuba (Castro akyali mulamu)
Mandela mu myaka gy'ekivubuka.
Mandela n'eyali omuyimbi nnakinku, Micheal Jackson (naye omugenzi)
Mandela n'eyali omuyimbi nnakinku, Micheal Jackson (naye omugenzi)
Mandela ne George W. Bush eyaliko Pulezidenti wa Amerika
Mandela ne George W. Bush Sr., taata wa Bush naye eyaliko Pulezidenti wa Amerika
Mandela ne Thabo Mbeki eyamuddira mu bigere ku ntebe y'Obwapulezidenti wa South Afrika ng'awumudde.
Mandela ne Bill Clinton eyaliko Pulezidenti wa Amerika.
Mandela n'omugenzi Pope John Paul II
Mandela ne Fidel Castro eyali Pulezidenti wa Cuba (Castro akyali mulamu)
Mandela n'eyali mukazi we, omugenzi Winnie Mandela. Wano yali yaakayimbulwa mu kkomera.
Wano yali mu lukung'aana lwa UN mu mwaka gwa 1990.
Mandela ng'asanyusa abamu ku baana be yali akyalidde
Mandela ng'ali n'abamu ku basereebu abaamwegattako mu kulwanyisa akawuka ka siriimu mu 2003.
Mandela n'omugenzi Pieter W. Botha eyaliko eyaliko pulezidenti wa South Afrika.
Mandela n'abamu ku bakedde abaali bamukyalidde.
Mandela n'Omumerika Oprah Winfrey
Mandela ne Winnie nga baakagattibwa.
Mandela
Mandela
Mandela
Mandela
Mandela
Wano abamu ku bawagizi be nga bajaganya olw'omuzira waabwe okuyimbulwa mu kkomera.
Mandela weeraba!
Obulamu bwa Mandela mu bifaananyi