TOP

Balumirizza Kim okutikka Namubiru enjaga

Added 13th March 2014

MANEJA wa Iryn Namubiru, ayitibwa Thadeus Mubiru awadde obujulizi mu kkooti e Japan obulumiriza Kim Ueno okutikka omuyimbi ono enjaga gye baamukwata nayo nga May 3, 2013 mu Japan.



Bya JOSEPHAT SSEGUYA

MANEJA wa Iryn Namubiru, ayitibwa Thadeus Mubiru awadde obujulizi mu kkooti e Japan obulumiriza Kim Ueno okutikka omuyimbi ono enjaga gye baamukwata nayo nga May 3, 2013 mu Japan.

Mubiru ali e Japan gye yagenze ku ntandikwaya wiiki eno yategeezezza nga bwe yasisinkanye omuwaabi wa Gavumenti, poliisi y’e Japan n’ebitongole byonna ebyayita Iryn naye kennyini okuwa obujulizi ku Kim gwe bagamba nti ye yabatikka enjaga eyo.

Yagaanye okwogera ebingi ng’ajuliza etteeka lya kkooti erigaana okunyumya ebigenda mu maaso mu kkooti kyokka n’ategeeza nti, yabadde mu kibuga Chiba eky’e Japan ku Lwokubiri ng’eno we wali ekkomera Iryn mwe yasibirwa okumala ebbanga.

Kim eyakwatibwa gye buvuddeko yasooka kukuumirwa ku poliisi y’e Narita ku kisaawe ky’ennyonyi ekiriraanye ekibuga Tokyo.

Balumirizza Kim okutikka Namubiru enjaga

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Oba Daddy Andre ne Nina Roz...

Getwakafuna ge g’omuyimbi ow’erinnya Daddy Andre alabikidde mu bifaananyi ku mukutu gwa Twitter ng’ali n’omuyimbi...

Chanddiru ne mukwano gwe ng'amubudaabuda.

Omusomesa eyakubiddwa ttiya...

OMUSOMESA eyakubiddwa akakebe ka ttiyaggaasi mu liiso alongooseddwa n’akukkulumira poliisi olw’obuvune bwe yamutuusizzaako...

Musumba munsabireko embeera...

WALIWO enjogera egamba nti mu kutya Mukama amagezi mwe gasookera. Enjogera eno yatuukidde bulungi ku muyimbi Sofie...

Ab'e Mbale basabye Kiwanda ...

ebyetaaga okutumbula mulimu; ekkuumiro ly’ebisolo erya Elgon National Park, ebiyiriro by’e Sipi, olusozi Masaba...