TOP

Katumba Wamala asambazze ebyokukwata Mumbere

Added 15th July 2014

Bya Muwanga Kakooza OMUDUUMIZI w’eggye lya UPDF Gen. Katumba Wamala asambazze eng’ambo eziyiting’ana nti omukulembeze w’Abakonjo ow’ennonno Charles Wesley Mumbere yakwatiddwa olw’ensonga ezeekuusa ku bwegugungo obubadde e Kasese n’e Bundibugyo.



Bya Muwanga Kakooza

OMUDUUMIZI w’eggye lya UPDF Gen. Katumba Wamala asambazze eng’ambo eziyiting’ana nti omukulembeze w’Abakonjo ow’ennonno Charles Wesley Mumbere yakwatiddwa olw’ensonga ezeekuusa ku bwegugungo obubadde e Kasese n’e Bundibugyo.

Katumba yagambye bannamawulire nti Mumbere akyali mu Lubiri lwe teri yamukutte era ababungeesa eng’ambo beenonyreza byabwe.

Yabadde ava mu nsisinkano n’ababaka ba palamenti ab’akakiiko k’ebyokwerinda.

Ku nsonga z’e Sudan , Katumba yalabudde Bannayuganda obuteeyambisa luguudo lw’e Yei – Wawu ng’agamba embeera y’ebyokwerinda ku luguudo luno ssi nnungi.

Era n’agamba nti UPDF ejja kugya amagye gaayo e South Sudan singa ekibiina ekigatta amawanga ga Africa ekya IGAD kinaawereza eggye.

Ebirala ku Bundibugyo

Ebyokwerinda e Bundibugyo ne Kasese bissiddwamu ggiya - Gen. Katumba Wamala

Mumbere aludde ng’agugulana ne Gavt. okukekejjula obwakabaka bwe

Abatujju abaalumbye ekkanisa ne batta abalokole basattizza ab’ebyokwerinda

UPDF efeffetta abalumbaganyi mu nsozi

 

 

Katumba Wamala asambazze ebyokukwata Mumbere

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Bano baabadde ku boodabooda nga batwala omulwadde mu ddwaaliro.

Basonze ku kyasuddeMuseveni...

ABATUUZE mu disitulikiti y'e Mayuge n'abakulembeze boogedde lwaki Robert Kyagulanyi Ssentamu ‘Bobi Wine' owa NUP...

Cranes eyasamba Congo Brazaville e Kumasi .

Cranes lwe yasimattuka okuf...

EMIZANNYO gizze gigwamu ebikangabwa eby'amaanyi ne mufiiramu abazannyi. Ebimu ku bino bwe bubenje bw'ennyonyi okugeza;...

Abazannyi ba Gomba nga basanyikira emu ku ggoolo ezaateebeddwa Charles Bbaale (asitamye ku kkono).

Gomba ne Buddu zifungizza k...

BANNABUDDU n'abava e Gomba essanyu katono libaabye eggulo, ttiimu zaabwe bwe zeesozze semi y'empaka z'omupiira...

Omu ku baana aba P7 ng’afuna ebikozesebwa.

Aba P7 bafunye ebinaabayisa...

ESSOMERO ly'abaana bamulekwa ne bakateeyamba baweereddwa emmere enaabayisa mu kiseera ky'okukola ebibuuzo bya PLE....

Omusumba Kisitu ng’amansira amazzi ag’omukisa ku ntaana ya Nankyama. Mu katono bwe yali afaanana.

Bajjukidde Ssaabasumba Nank...

OMUSUMBA w'Abasodookisi atwala ekitundu ky'obukiikakkono n'obuvanjuba bwa Uganda Silvestos Kisitu asabye abantu...