TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Abantu balondodde Chameleon ne bamulesa okuziika mutoowe AK47

Abantu balondodde Chameleon ne bamulesa okuziika mutoowe AK47

Added 20th March 2015

OMUYIMBI Jose Chameleone olwayingiddewo abantu ne bava ku bye baabadde baliko ne batandika okumwetayirira bwe batyo abaabadde bamukuuma ne basalawo okumuggyawo.

OMUYIMBI Jose Chameleone olwayingiddewo abantu ne bava ku bye baabadde baliko ne batandika okumwetayirira bwe batyo abaabadde bamukuuma ne basalawo okumuggyawo.

Baamututte ebbali ne bamukuumira eyo kyokka nayo abantu ne bamulondoola era ekiseera kyatuuse ne kirabika ng’eyabadde afunye obuzibu ne bamuggyayo ne bamuyingiza mu kayumba akali ku kiggya era abantu nako ne bakeebulungulula. Poliisi yamaze kubiyingiramu okubagumbulula.

Okuzinziira ku mbeera eyabaddewo emikolo gy’okuziika teyategedde bwe gyatambudde kubanga byonna byabadde bigenda mu maaso nga ye talina bwekyusizo olw’abantu abaabadde bamuwemberera.

Chameleone ne baganda be abasuubizza okuwaayo ssente z’okuyambako tebaazitodde n’emmere gye baafumbye teyamaze kyokka n’entono eyabaddewo, abayaaye baagiguddemu ng’asimba layini bw’amalawo gye bamuwadde ate ng’adda mu layini okunona endala.

Ebifaananyi bya Eddie Ssejjoba

EBIRALA.................

.................................................................................................................................................................

Effujjo lisusse mu kuziika omuyimbi AK47

Luuluno oluyimba 'Ndi Mulokole' AK47 lwe yalese afulumizza

We baaziise AK47 wali mu mbeera mbi!!

AK47 aziikiddwa: Kitaawe alaajanidde Gavt.'Muntaase enjaga emmalirawo abaana'

Abooluganda boogedde ku mugenzi AK47

Bad Black akungubaze AK47

 Omuvubuka eyabaddewo nga AK47 attibwa abuze

Basabidde omwoyo gw’omugenzi AK47 mu Klezia ya St. Joseph e Lweza

Ebyabadde mu kusabira omugenzi AK47 ku Klezia e Lweza

‘AK47 yafudde njala nga n’oluyimba lwe tebalukubye mu bbaala’ 

Lwaki Emmanuel Hummertone Mayanja abadde yeetuuma AK47 

Ebibuuzo 4 ebikyebuuzibwa ku nfa ya AK47

AK47 afudde alokose

Omuyimbi AK47 baasoose kumukuba nga tannafa - Poliisi

..................................................................................................................................................................

 

Abantu balondodde Chameleon ne bamulesa okuziika mutoowe AK47

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abasomesa nga baweebwa ebigezo by'amasomero gaabwe.

Enkuba teremesezza bigezo k...

Wadde ng'enkuba yakedde kutonnya mu bitundu by'omu disitulikiti y'e Kalungu teyalemesezza bakulu b'amasomero kunona...

Omuzibizi wa Arsenal eyafun...

Tierney yafunye obuvune mu vviivi era asuubirwa okumala ebbanga eriwerako nga tazannya wabula Arteta agamba nti...

Bassita ba Leicester bameny...

TTIIMU ya Leicester eraze lwaki abazannyi baayo basatu baayo basatu tebaazannye mupiira gwa Premier, West Ham bwe...

Wabaddewo vvaawompiteewo n...

WABADDEWO vvaawompiteewo ku kisaawe kya MTN Arena e Lugogo ng'abakungu ba FUFA balondesa abakulembeze b'omupiira...

Abamu ku bayizi be basabidde.

Abayizi ba S.6 babuuliriddw...

ABAYIZI ba S6 babuuliriddwa okutwala ebigezo eby'akamalirizo bye batandika enkya ng'ensonga kuba kati batandise...