TOP

Katatumba awadde aba kkansa obukadde 15

Added 7th August 2016

Katatumba awadde aba kkansa obukadde 15

 Kalule (owookubiri ku ddyo) ng’akwasa aba Crown Health Care ceeke.

Kalule (owookubiri ku ddyo) ng’akwasa aba Crown Health Care ceeke.

OMUYIMBI Angela Katatumba ng’ayita mu kibiina kye ekya Angela Katatumba Development Foundation (AKDF) awaddeyo 15,000,000/- ezaavudde mu kivvulu kye yakoze ku Serena Hotel okuyamba abalwadde ba kookolo e Mulago.

Ssente zino zaakwasiddwa abakungu ba Cancer Institute e Mulago ku Lwokubiri. Omu ku bakulira eddwaaliro lino Victoria Abaliwano Walusansa omu ku baakwasiddwa cceeke eno, yasiimye Kalule olw’okubadduukirira kuba bali mu bwetaavu obw’eddagala n’okufuna ebyuma eby’omulembe.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ntambi ng'atwalibwa mu kkomera e Luzira.

Sylvia Ntambi owa Equal Opp...

Omulamuzi Pamela Lamunu  owa kkooti ewozesa abalyake n'abakenuzi e Kololo  asindise Muweebwa mu kkomera bwalemeddwa...

Kalenda okuli ebifaananyi bya Yiga

Olumbe lwa Pasita Yiga balu...

Mu lumbe lwa pasita Yiga abatunda eby'okulya, masiki n'abatunda t-shirt okuli ekifaananyi ky'omugenzi bali mu keetalo...

Kaadi y'embaga ya Ramond ne Joy.

Abadde agenda okukuba embag...

Kigambibwa nti omugenzi baamuddusizza mu ddwaaliro Iya IHK abasawo gye bakizuulidde nti omusaayi gubadde gumaze...

Paasita Yiga ng'ali n'abagoberezi be

Ebintu by'azze apanga okufu...

OMU ku baali abakubi b’endongo mu Revival Band yagambye nti, yagyegattako mu 2014 kyokka nga baalina ekizibu ky’okuba...

Pasita Yiga ng’abuulira enjiri.

Engeri Yiga gye yeeyubula o...

AUGUSTINE Yiga ‘Abizzaayo', yazaalibwa mu maka maavu, n'alaba embaawo nnya zokka, tebyamulobera kwetetenkanya kufuuka...