TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Abagenda e Makka kyakulabirako kirungi ku bumu - Nakibinge

Abagenda e Makka kyakulabirako kirungi ku bumu - Nakibinge

Added 30th August 2016

Abagenda e Makka kyakulabirako kirungi ku bumu - Nakibinge

 Omulangira Nakibinge(ku ddyo) ng’ayogera eri abagenda okulamaga.

Omulangira Nakibinge(ku ddyo) ng’ayogera eri abagenda okulamaga.

OMULANGIRA Kasimu Nakibinge Kakungulu asibiridde abalamazi 7,060 abaagenda ku Hijja e Makka entanda okugondera abakulembeze abaabatutte n’amateeka g’ensi gye balaze. Abalamazi bino yabibategeezezza Lwakutaano nga bakuηηaanidde ku muzigiti e Wandegeya ku mukolo gw’okubasiibula.

Yasabye Abasiraamu balabira ku bumu obw’olesebwa ekibiina kya ‘’Federation’’omwegattira ebibiina byonna ebitwala abantu e Makka, abatakuliriza bya njawuka n’asaba okukozesa omukisa ogwo okuzza obumu mu Busiraamu eby’enjawukana biggweewo.

Amyuka ssentebe w’ekibiina kya ‘Federation’, Hajji Abdu- Noor Busuulwa yagambye nti bakyalina obuzibu bwe nsasula nga na kati bangi tebannamalayo bisale bibyetaagisa ekintu ekibaleetera obuzibu.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sosimu Twesiga

Abalima ebikozesebwa mu kus...

ABALIMA ebikozesebwa mu kusogola omwenge balaajanidde gavumenti ne bagisaba okuddiriza ku mateeka g'omuggalo ku...

Rtd. Sgt. Kyazike

Owa UPDF gwe baafera asobeddwa

EYALI omuserikale w'eggye lya UPDF abafere baamulimba okumuguza enju oluvannyuma ne bamwefuulira ne bamukuba kalifoomu...

Museveni

Obuwumbi 11 ez'abasomesa mmye

ABASOMESA balojja ennaku gye bayitamu oluvannyuma lwa ssente pulezdienti ze yawa SACCO yaabwe bwe zabbibwa ne bamusaba...

Aba bodaboda ku siteegi y’e Makerere nga bajjuza obukonge bwa Gabula Ssekukkulu, Ku ddyo ye Donozio Ssempeebwa ssentebe waabwe.

Bukedde bw'agabula tewali a...

ABAVUZI ba bodaboda nabo beegasse ku bantu abalala okukunga bannaabwe okwetaba mu kujjuza akakonge ka Gabula Ssekukkulu...

Pulezidenti Museveni ng’atuuka ku mukolo gw'okukuyega abakulembeze mu Mbale.

Ab'e Mbale basabye Museveni...

MUSEVENI bwe yabadde mu Bugisu baamubuulidde ebintu ebikulu bye baagala akole olwo basobole okumuyiira obululu...