TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Abakozi ba Vision Group bakubirizddwa okutambulira mu butuukirivu

Abakozi ba Vision Group bakubirizddwa okutambulira mu butuukirivu

Added 2nd September 2016

Abakozi ba Vision Group bakubirizddwa okutambulira mu butuukirivu

ABAKOZI ba VisionGroup abakatuliki bakubiriziddwa okweteekateeka nga n'okubeera n'ekigendererwa mu bintu bye bakola mu bulamu bwabwe.

Bino byogedwa Rev.Fr .Joseph Kasetta bw'abadde akulembedde ekitambiro kya mmisa ekyetabiddwaamu abakozi ba Kkampuni ya Vision Group efulumya n'olupapula lwa Bukedde abakatuliki ebeerawo buli Lwakutaano olusooka mu mwezi  klezia kwe jjukirira  olunaku lw'omutima gwa Yezu.

Faaza  asabye abakrisitu okubeera n'omutima ogwagala byebakola, bantu banabwe n'omutima gwa Yezu.

Avumiridde abakiriza abatuuka ekikerezi mu Klezia nadala ku lunaku lwa Ssande lwe bamanyidde dala obulungi nti lwakutendereza  mutonzi.

Awadde abakiriza amagezi obutewaliriza nga kukola bintu nga tebalina kwagala kubanga ne bwebewaliriza emirimu tegibeera nga egyakoleddwa ng'omuntu alina okwagala

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abantu nga babuuza ku Amuriat.

Amuriat abuuzizza ku balonz...

PATRICK Oboi  Amuriat (POA) eyeesimbyewo ku bwa pulezidenti owa FDC   ayolekera Kabale naye asoose  ku ssundiro...

Ambassador Mugoya (ku ddyo) minisita Okello oryem, Dr. Ahmed Ssengendo ne  BIruma Sebulime.

Dr. Ahmed Ssengendo alonded...

Olukungaana olw'ekibiina ekitwala amawanga g'Abasiraamu mu nsi yonna (OIC) olw'omulundi ogwa 47 lutudde mu kibuga...

Kasasa ng'ali mu ddwaaliro e Masaka.

Kasasa ebbanja lw'eddwaalir...

Omuyimbi Disan Kasasa adduse ku kitanda ayimbire Mukasa awone ebbanja ly'eddwaaliro. Omuyimbi ono era omuzannyi...

Pulezidenti Museveni ng’atuuka e Sironko gye yasisinkanidde abakulembeze ba NRM okuva e Sironko ne Bulambuli ku ssomero lya Masaba SSS.

Museveni asuubizza okuyamba...

PULEZIDENTI Museveni asuubizza okussa mu bajeti y'eggwanga ssente ez'okudduukirira abasuubuzi ne bannannyini bizinensi...

Bobi wine ng'atambula n'abawagizi be e Nakasongola.

Abawagizi ba Bobi Wine aban...

Bobi Wine n'abawagizi batabuse ne poliisi oluvannyuma kw'okubawa ekifo ekyewala okukubiramu kampeyini olubigaanye...