TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Abatabbuliki beekalakaasizza mu kusaala Eid ku Nakivubo Blue

Abatabbuliki beekalakaasizza mu kusaala Eid ku Nakivubo Blue

Added 12th September 2016

Abatabbuliki beekalakaasizza mu kusaala Eid ku Nakivubo Blue

 Abamu ku batabbuliki nga bawanise ebipande

Abamu ku batabbuliki nga bawanise ebipande

ABASIRAAMU ab'ekiwayi kya batabbuliiki okuli ab’omuzikiti gwe Nakasero ne William Street abasalidde ku somero lya Nakivubo Blue Primary School bavudde mu mbeera ne bekalakaasa nga bawanise ebipande ebibaddeko ebigambo ebyenajwulo.

Bino bibaddewo oluvanyuma lw'okusaala Eid okukulembeddwamu akola nga Amirul Ummah Sheikh Yahaya Ramadhan Mwanje era ono bw'abadde abuulira avumiridde obusoosoze obusukkiridde mu ggwanga n’okutulugunya  abakulembeze b'obusiraamu  nga babajwetekako ebisango sango awataliko bujulizi.

Ono agambye nti emyak ebiri giweze bukya  bakulembeze babasiraamu baggalirwa kyoka Gavumenti eremeddwa okuleeta obujulizi obubalumika ng'ate bakyali mu makomera.

Avumiridde ebikolwa eby'enguzi ebifumbikedde mu bitongole bya Gavumenti eby'enjawulo wabula akubirizza abasiraamu okusigala nga bali mu bumu naddala mu kiseera kino eky'okusoomoozebwa era n'avumirira abasiraamu abakoddo abatayagala kusala bisolo ate nga balina obusobozi.

 

Ono abadde agenda mu maaso n’okubulira ng'eno abasiraamu bawanise ebipande nga bagezaako okulaga obutali bumativu “’Abakulembeze baffe lwaki mu batulugunya”,Timely Justice to moslems free our Sheik,Why always Moslems ?

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Obwongo bw'abaana abadda ku...

OLUVANNYUMA lwa Gavumenti okulangirira nti abayizi abamu baddyo okusoma nga October 15, 2020, abazadde baatandise...

Abaana nga balaba ttivvi.

Engeri omuzadde gy'olambika...

MU mbeera eno ng’abayizi basomera ku ttivvi kitegeeza nti ebbanga abaana lye bamala ku ttivvi lyeyongera. Ng’oggyeeko...

VAR y'asinga amazima

Batunuulira nnyo ebisobyo mu ntabwe omuva okugaba peneti oba okugiggyawo, okugiddamu nga waliwo ekisobyo ekikoleddwa...

Dr. Donald Rukare (ku kkono) ne David Katende.

'Gavt. terina ssente zikebe...

ABAKUNGU b'ebibiina by'emizannyo bannyogogedde e Lugogo, Gavumenti bwe yakabatemye nti tejja kubawa ssente zikebeza...

Moses Magogo, Pulezidenti wa FUFA

FUFA eweze ttiimu okutendek...

FUFA eweze ttiimu zonna okutendekebwa n’okuzannya omupiira kagube gwa mukwano. Ekiragiro kino kikola okutuusa nga...