TOP

Ebinyuvu e biri mu Bukedde w'olwokusatu

Added 11th October 2016

Ebinyuvu e biri mu Bukedde w'olwokusatu ku nnusu 1000 zokka

BUKEDDE W’OLWOKUSATU MUNYUVU TOSAANA KUMUSUBWA
 
Ababaka ba Buganda beeyuzizza nga baakava mu kulonda. Ssente za Nsereko zibatabudde.
 
Omusuubuzi Lwasa bamuwadde obutwa n’akissa ku mugagga munne bwe bali ku mbiranye.
 
Okwanjula kwa Nakazibwe owa TV kulese nnyina n’aba famire batabuddwa.
 
Kabunga agenda okusomesa mu musomo gwa Yiiya Ssente akulaga bwe yatandika bizinensi ze zonna ne ssente z’omusaala.
 
Mu byemizannyo: Tukulaga engeri ddiifiri gye yasoose okwerabira okujja ne kkaadi mu kisaawe ku gwa Cranes ne Ghana.
 
Byonna mu Bukedde  agula 1,000/- zokka.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Oba Daddy Andre ne Nina Roz...

Getwakafuna ge g’omuyimbi ow’erinnya Daddy Andre alabikidde mu bifaananyi ku mukutu gwa Twitter ng’ali n’omuyimbi...

Chanddiru ne mukwano gwe ng'amubudaabuda.

Omusomesa eyakubiddwa ttiya...

OMUSOMESA eyakubiddwa akakebe ka ttiyaggaasi mu liiso alongooseddwa n’akukkulumira poliisi olw’obuvune bwe yamutuusizzaako...

Musumba munsabireko embeera...

WALIWO enjogera egamba nti mu kutya Mukama amagezi mwe gasookera. Enjogera eno yatuukidde bulungi ku muyimbi Sofie...

Ab'e Mbale basabye Kiwanda ...

ebyetaaga okutumbula mulimu; ekkuumiro ly’ebisolo erya Elgon National Park, ebiyiriro by’e Sipi, olusozi Masaba...