TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Poliisi ekutte abayizi b'e Makerere ababadde balumba Palamenti

Poliisi ekutte abayizi b'e Makerere ababadde balumba Palamenti

Added 10th November 2016

Poliisi ekutte abayizi b'e Makerere ababadde balumba Palamenti

POLIISI YA CPS  ekutte abayizi b'e Makerere ababadde bakedde okwekalakaasa n'ebipande   mu kibuga nga batwala ekiwandiiko kyabwe ku Palamenti.
 
Abayizi bano ababadde batambula nga bwe bayimba ennyimba ez'e Makerere poliisi ebakutte batuuka ku Equatorial Hotel ne bawanika ku kabangali okukakkana nga bali ku cps.

Abayizi abakwatiddwa kuliko Jovan Mubiru, Paul Sanya, Paul Mutumba,  Danton Nuwampangira, Emma Kizito Datsun Akiragye n'abalala.
 
Ku makya ennyo poliisi yakedde ku kwata mu kulembeze waabwe Roy Sembogga n'aleetebwa ku poliisi oluvannyuma lwokukitegeerako nti yabadde ategese okukulemberamu banne okutwala ekiwandiiko kyabwe nga tebaweereddwa lukusa.
 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Poliisi ng’etwala Galabuzi (ku mpingu) ne mukyala we (ku ddyo) ku poliisi.

Babakutte kutulugunya mwana

ABATUUZE b’e Mbuya Kinnawattaka- Katoogo bavudde mu mbeera ne batabukira abafumbo abaludde nga batulugunya omwana...

Mugula ng’akutte amagi amafu ge baabakutte nago. Mu butono nabo baakwatiddwa.

Abagula amagi amafu ne bako...

POLIISI y’e Katwe ekutte abasajja bana abagambibwa okugula amagi amafu ne bakolamu keeki ze baguza abantu e Nateete....

Abazannyi ba Police nga bajaganya.

Police efunvubidde ku kikopo

Airtel Kitara 2-3 URA Police 3-1 Onduparaka UPDF 2-0 Mbarara City POLICE FC obusungu bw’okukubwa Vipers ebumalidde...

Derrick Kakooza, eyateeba ggoolo ey'obuwanguzi ku Mauritania.

Hippos erwanira World Cup

Leero mu Africa U-20 Cup of Nations (Quarter) Cameroon -Ghana,1:00 Burkina Faso - Hippos, 4:00 ez'ekiro ...

Dorothy Nambi ng’ayigiriza omwana alina obukosefu okulabirira ennimiro.

Kw'olabira omwana alina obu...

Alwawo okwogera. Tasobola kuyiga bintu bya bulijjo ng’okuseka, okuba n’emikwano. lAtya nnyo naddala abantu abatali...