TOP

Bateeze owa Boda ng'atuuka ewuwe ne bamutta

Added 16th November 2016

Bateeze owa Boda ng'atuuka ewuwe ne bamutta

 Poliisi ng'eggyawo omulambo

Poliisi ng'eggyawo omulambo

ABATEMU bateeze owa bodaboda ng’atuuka ewuwe e Nkumba Bukolwa mu kiro ekikeesezza olwaleero, bamusse ne batwala pikipiki.
 
Gwe basse ye Micheal Byakatonda 30 ow’e Nkumba Central mu Katabi Town Council ku luguudo olugenda e Ntebe.  Ronald Kizito akedde okulima y’asanze omulambo mu nnimiro.
 
Abadde akolera ku siteegi y’oku Bayitaababiri, alese Namwandu n’abaana babiri. Omulambo poliisi egututte mu ggwanika. Ebisingawo tugenda kubikuwa mu Lupapula lwa Bukedde.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omu ku bakadde abasinga ob...

Omu ku bakadde ababadde basinga obukulu mu Uganda afudde!

Nantume ng'akaaba

Nantume atulise n'akaaba bw...

Omuyimbi Moureen Nantume atulise n'akaaba bw'ajjukidde engeri Katonda gye yamuggya mu bwayaaya n'amufuula sereebu...

Kangave ne Deborah nga bamema

Eyali omwogezi wa Poliisi a...

Eyali omwogezi wa poliisi mu bitundu okuli e Luweero ne Masaka, Paul Kangave ayanjuddwa mu bazadde ba mukyalawe...

Katikkiro Charles Peter Mayiga n'omuyimbi Carol Nantongo

Carol Nantongo afe essanyu ...

OMUYIMBI Carlo Nantongo kate afe essanyu Katikkiro Charles Peter Mayiga bwe yamuwaanye nti ayimba ‘ebiriyo'. ...

Nina Roz ne Daddy Andre nga bamema

Nina Roz asekeredde abamuye...

" NG'ENZE ne Andre abalala bali ku byabwe. Okukyala kuwedde kati mulinde kwanjula na mbaga," bwatyo omuyimbi Nina...