TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Lwanga Bwanika asabye abantu okuwa omusolo bakole ku bibaluma

Lwanga Bwanika asabye abantu okuwa omusolo bakole ku bibaluma

Added 16th November 2016

Lwanga Bwanika asabye abantu okuwa omusolo bakole ku bibaluma

 Matia Lwanga Bwanika

Matia Lwanga Bwanika

SSENTEBE wa disitulikiti ye Wakiso Matia Lwanga Bwanika alagidde abantu okuwa omusolo kibasobozese okufuna ensimbi ezikola emirimu gya gavumenti.

Bwanika ategeezezza abatuuze nti awatali nsimbi ziva mu musolo disitulikiti oba munisipaali terina gy'egenda kugya nsimbi ziyoola kasasiro, kukola nguudo na kugulira ddagala mu malwaliro.

“Nze omuntu atayagala kuwa musolo akaluluko sigala nako kuba omusolo gwe tugyamu ensimbi ezibatusaako obuweereza era nga ne gavumenti eyawaki kwesinziira okutwongera ssente ezikola emirimu”Banika bwe yategeezezza.

Bwanika akuutidde Town clerk Daniel Christopher Kaweesi okukozesa obulungi ensimbi z’omusolo abatuuze gwe basasula era n’alabula nti tajja kukkiriza nsimbi za musolo kumala gabbibwa.

Abadde ku munisipaali y’e Nansana mu lukiiko olwategekeddwa okwanjulira abatuuze bye bategeka okukola mu mbalirira y’ebyensimbi eya 2017/2018.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kangaawo ng'ayogera e Butuntumula.

Kangaawo akunze Abalemeezi ...

OMWAMI wa Ssaabasajja Kabaka atwala essaza ly' e Bulemeezi, Kangaawo Ronald Mulondo agugumbudde bassemaka  abaganza...

Pulezidenti wa DP Norbert Mao ne Ismail Kirya mu lukiiko ne bannamawulire.

Aba DP basabye Gavt. okuliy...

BANNAKIBIINA kya DP basabye Gavumenti okuliyirira abantu bonna abagenda okufiirwa ettaka awagenda okuyita payipu...

Dayirekita Wambuga (ali mu kkooti) ng' agezaako okunnyonnyola abasomesa abamutabukidde.

Abasomesa batabukidde dayir...

Emirimu gisannyaladde ku ssomero lya Good Luck Junior School e Katalemwa mu ggombolola y'e Gombe mu disitulikiti...

Omukazi nga bamusitula okumussa ku kabangali bamutwale mu ddwaaliro.

Kabangali ya poliisi etomed...

KABANGALI ya poliisi ewabye n'erumba okukazi abadde atambulira ku mabbali g'ekkubo okukkakkana ng'emumenye okugulu....

Mu Kkooti ye kkansala w'e Luzira, Willy Turinawe  ng'atottola obulumi bwe bayitamu.

Abatuuze batabukidde abayoo...

ABATUUZE ba Stage 7 e Luzira ekisangibwa mu Munispaali y'e Nakawa bavudde mu mbeera ne batabukira abakozi ba Kkampuni...