TOP

'Omukazi ankubye n'ankutula embiriizi'

Added 7th March 2017

SSEMAKA addukidde ku poliisi n'awawaabira maama w'abaana eyamukubye bbulooka n’amwasa mu mbiriizi ng'amulanga kulemera ssente ze yaggye mu bapangisa.

 Katende ng'awoloma

Katende ng'awoloma

Omukazi yasoose kumusaba nsimbi atandike okwekozesa ng'omusajja tamuwuuna.

Yamulinze ekiro nga beebase n’amukuba bbulooka mu mbiriizi n'azaabya.

Katende Walonze ow’omu Katale Zooni e Mulago ng'akola gwa kwokya ‘wolodingi’ ku luguudo lw'e Gayaza ye yagudde ku kyokya.

Mukyala we, Winnie Kitesi gw'alinamu abaana basatu ye yamukubye. Byabaddewo ku ssaawa 5:00 ez'ekiro e Mulago.

Katende yalaajanye n’agamba nti mukyala we aludde ng’amukuba n’asaba babaawukanye.

Katende yagenze ku poliisi ya Kapaapaali n'aggulawo omusango ku fayiro nnamba SD/Ref/16/03/17 kyokka Kitesi yadduse.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Eyeefudde agula essimu n'ag...

Bya Rosemary Nakaliri  Abasuubuzi b'oku Kaleerwe baazingizza ababbi abeefudde bakasitoma abazze okugula essimu...

Kayemba n'ensawo ye emweyagaza.

Kyama ki ekiri mu bbulifukk...

Geoffrey Kayemba Ssolo avuganya ku kifo ky’omubaka wa Bukomansimbi South ensawo ya Jjajja we emweyagaza.

Minisita Kibuule mu ssuuti ng'atongoza okusimba emiti gy'amasannyalaze.

Ab'e Nama bawonye okusula m...

Abatuuze mu ggombolola y’e Nama mu disitulikiti y’e Mukono bafunye akaseko ku matama bwe babawadde amasannyalaze...

Kasingye ng'akwasa Omusumba Jjumba masiki.

Poliisi n'amagye byetondedd...

POLIISI n'amagye byetondedde Omusumba w'e Masaka eyawummula John Baptist Kaggwa (mu kifaananyi ku ddyo) olw'okukuba...

Buchaman ne mukyala we nga bakwasa abaserikale ebyambalo by'amagye.

Buchaman awaddeyo ebyambalo...

OMUWABUUZI wa Pulezidenti ku nsonga za Ghetto, Mark Bugembe amanyiddwa nga Buchaman akwasizza ab’ebyokwerinda ebyambalo...